Ebibaluwa ebitiisabye basudde e Masaka, Kyotera Ne Bukomansimbi bisattiza abatuuze
HTML-код
- Опубликовано: 5 фев 2025
- Abatuuze mu disitulikiti ye Masaka, Kyotera ne Bukomansimbi bali mu kusattira oluvannyuma lw'abantu abatannamanyika okubasuulira ebibaluwa ebitiisatiisa okubakolako obulumbaganyi bw'ebijambiya. Obubaka ku bibaluwo bino bulaga ng'obulumbaganyi buno bwe bujja okutandika olunaku lw'enkya mu bitundu by'e Kyotera. Nga bwe bagamba nti ssekawuka kaali kakulumye, bwokalaba okadduka n'abantu mu bitundu bino bali mu kutya wabula ng'amgye gabagumizza.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Naye mpuuga 😮
ssegirinnya is back at work🤣🤣🤣🤣🤣
Kulayije lwaki olimba kululi ani gwemwakwata okujako okuwayiliza segilinya gasiya 😏😏😏
Mpuuga at work
Ssegirinya mbadde manyi yafa ate kati bino biki😢
Ndowooza muzimu ggwe😂
Ndowooza muzimu ggwe
Oyooo mpuuga yali emabegga
Atadise omulimu gwe
Waaaa eyo gavumenti yebikola okututisa
Stop joking
Dictator atiisatisa abantu kubanga akimanyi tugenda mu kalulu ka 2026.
Ate nga mwatta SSegirinya lwa bibaluwa ebyo kati ebyo ani eyabiwandiise .
Fight hard Mr update
Abasajja mukuume ekiro
May God protect our family banange from evil people banange 😢😢😢😢😢🙏🙏
Naye'Ssegirinya..Yavuudde Magombe?Okuddamu Okutematema Banamasaka??Oba Sewanyana...Yatabonerera??Afande Binomubijjemu...Ebyobufuzi Namwe!!Naye Nga
Lwaki bulikimu masaka
Kati Segirinya yaffa ani yabiwaandiise
😭😭😭😭
Kati sewanyana onmugenzi ela bebabisude?
Ku lie gye
Mpunga aliwa atese nambakulu
Oyo m7 agezako okutiisatisa bamuwe akalulu
ave ku bantu. Kubanga nebwetutamuwa Kalulu era aja KUSIGALAKO KU NTEBE, nga 2006/2021.
wano e Uganda akalulu tekajjaako mukulembeze.
Kituufu buli wetugenda mu kalulu dictator yoseri kanywamusaayi asindika abatemu be kutematema n'okutiisatisa banansi.
Museveni said it was Segirinya. Tibuhabulwa is back with his Comedy, pple are losing lives
Kati kuluno abatuuze mwekolemu omulimu mukuume ebintu byamwe muve mubya government etuyambe
Kilabika eyasikila ssegirinya Kati yatute omurimo gwamukamawe mumaso😢😢😢 fight hard Mr update
Batugamba segirinya yeyali mulukwe lwebijambiya yeyali emabega wakyo tugambe nti yakomyewo
Mpozi segirinya yaffa oba akyali mulamu?
Oba kuluno bagenda kuwayiriza ani.
Free all political prisoners
Oyo mpuga
Uhhh 🤔 batandise😮😮 eyo gvmt in mpuga teri mulala
Naye Museveni osse banauganda banaye
But y in central ,northern ug y not in Ankole
Hahaha baganda belyamu olukwe ffe banyankole we value others life
Naye museven
Bantu mwe muve kukutya lwaki muda mubuliri okuwomerwa oturo muwoza m7 yaturetera oturo kati mwebake babate abasajja muve mukwebaka musure ebweru tulabe webanabarumba ate buli omu abere nbega wamune yekabuze SEGIRINYA SIMANYI YAZUKIDE FIGHT HARD MR UPDATE
Mugende ku ssomero lya mpuuga mummanyi ekyokkola 😮
After supreme court stoping court martial then bijambiya then kuraije mbu court etujeko elyanyi nonsense
Kati era Ssegirinya waffe yabileese. Nemusiba omuntu awatali musango, polisi nelema nokuletta abalala abateberezebwa okuba mabega womusango ogwamusibya.
Kati segirinya yazukuse
Segirinya back in action
😂😂😂😂
SubhanAllah, kati bino biki ddala ??!!!
Bakomyewo bawudise nokutekawo entisatisa olwokuba bagala okwenywereza mubuyinza,lwaki mubikola nubude bwakalulu temutusiruwaza,luri mwabikola nemubisiba ku segirinya gwemwatira mukomera
Eyo government yekola kasasiro yokuta abantu naye lwakyi muzanyila kubulamu bwabantu
Museveni Mpuunga
The garbage has to go. They are scared. Nammwe mukwate amajambiya,
Deusi sunday nabamudilira babawe transfer awo baludewo nyo.
Naye mumanya ago siwuliramu munyankole oba munyarwanda.
Museveni stop killing Ugandans and you mpuuga enough is enough ndowoza mukyilaba segilinya died for nothing 😢😢
Okuloonda kutuuse mutandise era banoonya kwata bantu baffe. Abatuuze mukole wattsap groups nga temwebaka mwekubire buli kadde
Anti olwo akalulu katuse. Mpuuga ne Museveni in action. Bagala kuta, kutisa nakusiba bantu
You also buy pangas and start protecting yourselves l must say these are political. How can security fail to combat that state .
Naye ngasijjukira Wabijjambiya Gwemwawozeesako'Muturabino Yamagye??Nzesijjukira??
Gwe olaba kurayigye areta mwesigye mbu nup yamwokya pasi kati oyo okyamujajo adithi