Taasa Amakaago: Lubowa alajjana lwa Mukyala we eyamunobako EKITUNDU C
HTML-код
- Опубликовано: 24 ноя 2024
- Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
TAASA AMAKAAGO 05 12 2020
Temumulemesa kuba namwanawe kuba omwana bby 5years talina kyalya mumwagale wamu nomwanawe kuba Omusajja mukulunyo kumukazi namanyo talina nebintu alteko buli baye tamuzalila 🤱🤱🤱🤱🤱🤱🤱🤰🤰🤰🤰🤰🤰🤰🤰🤰🌹🌹🌹
God bless our dady
Wabula kanyongeleko kufulu. Nange sikyayagala basajja bayaye
Nga amuzaliraki ngaye tayagala baana bamukazi???😔😔😔😔
Bambi katonda wa taata wange omuto omukisa kubanga bambi wandela kuva kumyaka ebiri nonsomesa atenga tori mugaga nyo nga ninga mwanawo kankole nange kusanyuse mukwano nategera ndi namukulu nti sigwe anzala
Insha Allah
@@nalwogashakirah5268 ameen
Omwami atayagara Bana bange simusobora
Nange dear
Eyo ye nsonga lwaki silidamu kufumbilwa kankole mbere nabaana bange kubanga abasajja ankulimbalimba mbu abaana bo bange era siyina buzibu nabo kyoka olumala nga akwefulila mbu twala abaana ewakitabwe kyoka nga yakukwana akugamba abaana bo sibayinako buzibu kaneyombekere warai
Eyo nayo nsoga
Abasajja gwe oba anyi bwebefula a kufuna nomugamba Nina abaana nalyoka agamba abaana bo nange bange olumala nakugana okubera nabo nga tabangalawo ewuwe oba anyi gwe
@ Maria, l agree that sometimes men change their positions on the woman's children when initially he had agreed to take them as his own, which is very unfortunate but to this particular case, l think there are some important issues which are being overlooked like the man married her when she had not disclosed that she was pregnant and the man had to take care of her pregnancy and the new born baby because he surely loved and needed her, then after when her daughter comes home for delivery it increases more burden to the man and yet his wife has not even conceived for him. I think in a good spirit the woman should at least put some considerations from her husband especially that she has not yet produced for him. In marriage we need to make some sacrifices for sale of its survival. In fact this woman can get more freedom and attachment to this family if she produced a kid with her husband.
Ndi mabegawo dear
Nze nange kankole njakwewasizayo bwemukowa ngamugoba 😘😘😘
Wabula muzeyi
Muzeeyi mukade nyo ayinza nokubanga takyazaala
Naye basajja mwe woba toyatala omukyala abeere nabanabe oba owasa waki????
Naye banange nze ngamba omusaja bwayagala omukazi wabana omwagala nabanabe kati yamusanga nabo ye maama abasule muzeyi yeteleze nze atayaga labana bange agilatula team saudi
Webale nnyo wama