Mr Ssozi thank you so much can't stop thanking you because you don't know how much every video you upload up here helps me mentally thank you once again ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Is this a God sent message to me or what 😢😢 banange mr ssozi webare turetera sister in time.kubanga i was about to go in a pit a guy also dated me he is from Gambia but but namubuse mangu thanks sister for sharing ❤
Abasazi bomugambo Chris ku love Lab eno height ki 😂😂😂bebalemerako, ccta waffe eyasoose mkwn don't give out yo money already abirina mu photos oba gallery so ajja kuba akikozesa nga akatego, kale love Lab onyiza ndowooza bano bebawa Ntuga 😂😂
Nze sikwewaana naye omusajja ngatoli muganda newoba otunula otya newoba munyakole oba muki nze sidetinga guy atali munauganda ate guy yenna owa ku socials simuwa time
Mr Ssozi abasinga twesubiza obutamansa baana naye waliwo embera wekaka, it's better omwana asooka noowa partner wo obudde singa obeera omwekengedde, it's easier to move on when you have one kid adding to that at least abasigadde bazaale nga wetegese that's my opinion,thx ccta for sharing with us here naye bwoba oyagala abaana bamanye ekika batwalenga straight wa nazaala one night odde nabo till will come nga beetwala bokka, again thx Mr Ssozi for the 🙏🙏
Mubemu nedini mutima gyamwe nekirala abo love ya socialmedia mugyesonyiwe not every green abawala mugwamu wangu aba y nze i like mi ways be love nnedda
Nze nasoma ekibalo Europe,Canada, America awo we can date naye mbu simanya Africa oba toyina kyongamba mpozzi omu na Uganda but the rest background noise Ssozi tunonya kiddako
Abo bonna ba Nigeria si ba Ghana! Ensangi zino bwekweka mu buGhana! Nze omuwala namala ampeereza ebifaananyi by'oweNgeye we (Nabunnya) awo wemubulookingira. Era balabye siri ku any sosolo miidiya!
Naye ono omuwala owa love story abana ofaki nabo okubatwala ewabye🤔🤔🤷🏼♀️🤷🏼♀️abana abewabwe bwenabana babagala baja banonya togeza okugenda mbu otwala bana wabwe okujako nga ononya lubuto lwakusatu nze akubulila ndi kyakulabirako🚶🏾♀️🚶🏾♀️🚶🏾♀️🚶🏾♀️🚶🏾♀️
@@mugaluannie1683 Naye Annie bwo tata nudes zo relationship tewangala oba tofuna mushajja mutufu 🙄🙄 girls learn how to value your dignity and respect your privates coz showing off doesn't mean that you are a wife material 😉 😄
Good morning ba mikwano family here. Banange I don't blame our sister but ladies we have to be careful to those men's online dating not all but most there not ok. Bayina ebogenderelwa byabye.. but don't worry you're not the first person to saw ur photos on social media dear.
Good morning Mr. Ssozi and family theres a lady l know infact our neighbour back home she has morethan 12children but bulu mwana ne taata at first l refused to agree not until l got to know the clan names things are real
@@janesebutinde-rd3nw to me she sounded like Nalukwago Jane Mr. Ssozi's workmate on prime radio she usually read news on prime radio am not sure but thats what l think
Nze there's dis ugandan guy in dubai i had dated for 3yrs era in those years we could video call each other netubyekola kumbe the guy was recording the call, byonna abindaga maze kumukyawa. He could take screenshots bt seriously ono ye guy gwewali tosuubirizaamu kkola kintu nga ekyo. So sis u're not the first era siggwe asembye😢😢. We're in dis together 😊😊
Olaaba otomeera mwelabye live naye ate on line uuuuum
Banange leero mummy Becky yakyikutemu 😅😅much love
Waaa Ono sis wa ssuna Ben 😂😂😂😂😂owekibozibozi
@@akampuriradaphine No siyeye mkwn 🤣🤣
@@nassakujackie3375 yeye nyabo😂😂
AND SHE HAS ASOOTHING VOICE❤❤❤❤❤
But kirabika siyeye
Gud mrg family members ❤bamikwano nice sunday to u all
Thanks dear likewise
Mr Ssozi thank you so much can't stop thanking you because you don't know how much every video you upload up here helps me mentally thank you once again ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Oyo sebyekwaso talina mulamwa
Sister never ever give youre loved one such videos and never trust any one thats me
The same applys to me,, cheiiii, that can never be me
@@nabaleviolah5284munange never say never. buli musajja ajja nankuba mpya. Olabila awo ngokikoze nawe newebuuza oba gwe akikoze😢😢
@@Itsnanie22😢😢😢
Me will never en ever do that to share ma vidz to anyone's son
Clever j oli muyimbi naye olina ekikubulako wenonye, weteleza,bwewabawo kyokola ngawekwese kyekikumalako emirembe, bera mulambulukufu oyambibwe
Kino ekisajja mbu nze sogeera nyo kyoka obudde bwamaze mupalapase erinya limulemye
Sis ngonyiize nnyo😂😂
Sis ngonyiize nnyo😂😂
Naye clever j nga ayimbang jose
Potable aze nankuba mpya🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣💃💃💃💃
Nnyo
Wama sister webale ogusajja ogufele waguwonye esobi zikolebwa bantu naye kasati omanya ensobi ate notajjidamu kyekisinga 👏
Maziiiiima love lab ezenankuba mpya madam Becky in the house wululululululu ❤❤❤❤❤
Is this a God sent message to me or what 😢😢 banange mr ssozi webare turetera sister in time.kubanga i was about to go in a pit a guy also dated me he is from Gambia but but namubuse mangu thanks sister for sharing ❤
Banange Lovelab erumya omutwe😢😢mr Ssozzi mo yagiwonye😂😂
Love lab olemwa 😂😂 omussajja muvekoo mwenzi mulunji maama
Abasazi bomugambo Chris ku love Lab eno height ki 😂😂😂bebalemerako, ccta waffe eyasoose mkwn don't give out yo money already abirina mu photos oba gallery so ajja kuba akikozesa nga akatego, kale love Lab onyiza ndowooza bano bebawa Ntuga 😂😂
Nkugabye guy alandaga bulandazi 🤷♀️
Guno ogusajja gwa love lab gubadde gwetega mummy becky 😢😢😢 gulinga ne sekyogedde, banange gu guy gufere, wama sis timuwa wadde ekikumi kyo ate mwesonyiwe
Wama dea gal: let him post the videos good enough ur not a celebrity 😊 ateh kasita nafe tetukumanyi 😊😊😊 love u❤❤🎉🎉
Lovely Sunday family of this channel
Wabula Ssozi mo Becky mulete atukolereyo okuzulu abagwala bcz yakikola bulungi 😊
Banange guy wa love lab otwetoloza bulala banange.
Nze sikwewaana naye omusajja ngatoli muganda newoba otunula otya newoba munyakole oba muki nze sidetinga guy atali munauganda ate guy yenna owa ku socials simuwa time
Wewaawo.
Ffe aBaganda tulina obuwangwa bwaffe, ennono zaffe, empisa zaffe, obulombolombo bwaffe, emizizo jaffe ebitwaawula ku ba nnamawanga abo.
PS: Bannyinaze muve era mwesonyiwe sosolo miidiya. Mubeere nga nze.
Guy w'oku social tomuwa time koz olabika oli Ku ground mukyala
Thanks to bring our cleaver J blessings mikwano 🙏 ❤❤❤❤❤ 🙏
Mr Ssozi abasinga twesubiza obutamansa baana naye waliwo embera wekaka, it's better omwana asooka noowa partner wo obudde singa obeera omwekengedde, it's easier to move on when you have one kid adding to that at least abasigadde bazaale nga wetegese that's my opinion,thx ccta for sharing with us here naye bwoba oyagala abaana bamanye ekika batwalenga straight wa nazaala one night odde nabo till will come nga beetwala bokka, again thx Mr Ssozi for the 🙏🙏
Actually wagamba gye mwana!
Aba Nyabushozi nibagamba ki? Nabaramusha.
Well said
@@mansoorlubega9706 naye kati kiki ekikunvumya mazima ddala 🤔🤔 blaza gundi 🧐🧐🧐😂😂😂😂 comment yange, platform ya mwami Ssozi kati obusungu obujjewa 😅😅
@@mugaluannie1683 Haaaaaaaaa, naye Annie bannange! Bambi sikuvumye.
Mpandiise mu Runyankore. Kale kankuvvunulire byempandiise:
"Actually wagamba gye" = ntegezezza nti oyogedde bulungi nnyo/oli mutuufu nnyo.
"Aba Nyabushozi nibagamba ki" = Abantu b'e Nyabushozi (Mbarara) bali batya?
"Nabaramusha" = Mbatumidde.
Kati awo ekikuyombezza sikirabawo?????!!!!!
@@mansoorlubega9706 kati nze bino olowooza mbadde mbitegedde 😔😔😔 naye nsonyiwa naawe 😔🙏😂😂😂😂😂 anyway jokes aside, how are you these days obula 🙄🙄
ThanxMr Ssozi mo for serving us
Oyo omusajja alabika yakula ne jaaja we 😂😂 banange alandaga ebinyiiza
Mubemu nedini mutima gyamwe nekirala abo love ya socialmedia mugyesonyiwe not every green abawala mugwamu wangu aba y nze i like mi ways be love nnedda
Eryokanga nettonnya love lab nezivaawo , twawona abantu abatumalira obudde ne data😂
Jesus Christ this man 😢😢😢 oh lord have mercy i am scared 😳😳😳 love is beautiful but it is hurt to find true love 😢😢😢😢😢😢
Dem akyayagala guy 😅😅😅😅😅
Omuwala ono asembyeyo,munange webereremu,wawona okufuna obulwadde,kola olabirire abaana bwo,omusajja mwesonyiwe nemubwongo
I fact if i feel like i want to fall in love i come here to listen to Ssozi mo
Me 2 dia wange 😅
Thank you Mr sozimo for everything may the almighty God bless you always ❤❤❤🙏🙏🙏🙏🙏
Thank you Mr Sozi Mo for everything May the Almighty God bless you always 🙏🙏🙏
Nzeno ntunulira ba subscribers Kuba njagala concert ya Mr sozi 😂😂😂
Thanks Mr ssozi Mo. Keep it up
Oyo guy talina🤸kyatugamba ate mugambe asooke abiwereze nze for further investigations oba ddala it's u, Why, who, when and where
Banange nze Siri mu love ndabika ngende senga ansomese love naye nkooye kamunguluze kanonye sente
NAYE OWA LOVE LAB WEBALE KUBA NABUGUMUKIRIZA HHOOO OMUWADDE OBUDDE😂😂😂
Nze nasoma ekibalo Europe,Canada, America awo we can date naye mbu simanya Africa oba toyina kyongamba mpozzi omu na Uganda but the rest background noise Ssozi tunonya kiddako
Mugambe ozanya blue moves sikipya😂
Mazima 😂😂😂😂😂
Laba guno ogusajja gwa love lab 😢😢oh olugambo
Love wadawa rip love naye gusajja gwe onyiza 😭😅😅😅🥴
Mwaana gwe gumaze obudde 😢😢😢
Naye abaana beesiga batya abasajja abatali banauganda to that extent. Olaba owensi yo yakwefuulira olwo
@@esthergeorgia6394nze Siva kumwana we kyadondo dear❤
Mubutufu yetolora muwala beramwegendereza ku omuntugwoyagara teli byakyotolora
Wabula guno ogusajja gunyiizaaaa......mukwano dear sister kwata akaverako weyongereyo oyo damage😢
Gulabika obwenzi 😏😏mpulidde ogusungu 😡😡😡😡
Mbu akavela😂😂
@@higiro2893 🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Omuna Ghana 🇬🇭 atumalidewo abaana abawala kudungu kuno takyamanyi muna Nigeria 🇳🇬
Ewange nga tebatuukanga kirabika siri ku ddungu 😂😂
Abo bonna ba Nigeria si ba Ghana! Ensangi zino bwekweka mu buGhana!
Nze omuwala namala ampeereza ebifaananyi by'oweNgeye we (Nabunnya) awo wemubulookingira. Era balabye siri ku any sosolo miidiya!
@@mugaluannie1683 Naye Annie weddira ki?
Mpindi?!
@@mugaluannie1683ddungu ly'edubai
Ono si Ritah kibooziboozi vibe 😁 atuvuze ku lab,lab
Mazima lino edobbozi lya sister Do Ritah Exclusive 😂😂😂towakana naye tweyanziza enkubba yalelo mu love ❤❤lab😂😂
Sister webale kusheyalinga naffe story yo sweetie naye nzengamba omusaja wamulaba ngatalina future ela nogana okulekayo abana ekilungi wamuvinga on labilila abanabo mukwano ojabatwalangayo balabe kutaata wabwe omale obakomyewo obelanabo mukwano Mr.ssozi webale programme mukwano
Naye ono omuwala owa love story abana ofaki nabo okubatwala ewabye🤔🤔🤷🏼♀️🤷🏼♀️abana abewabwe bwenabana babagala baja banonya togeza okugenda mbu otwala bana wabwe okujako nga ononya lubuto lwakusatu nze akubulila ndi kyakulabirako🚶🏾♀️🚶🏾♀️🚶🏾♀️🚶🏾♀️🚶🏾♀️
Mum beck edoobozi clear wallah
Mwanagwe I love such voices 😂😂era singa nali musajja gweee 😅😅
Mwanaza otuswaziza nyo lwaki toyogera linya lya mwagalwawe
Men ooh 😢😢mukabya bbambi
Bakyala mwebelelemu love tekutusa kukweyambula nosindikila omutu vanilla
Ur ryt dear
Blessed mukazi obwe nobushema mazima
Nze nakowa nokuwulira ebintu ebyo olaba sisobola kweyambilira gwenaki ndabyeko ate olwo gwesilabangako
Mikwano tubikola tuli babbiri so we don't expect such things ,nga bwokikola nga muli wamu lwakuba tubikolera ebisajja ebisiru ategera tata nudes
@@mugaluannie1683 Naye Annie bwo tata nudes zo relationship tewangala oba tofuna mushajja mutufu 🙄🙄 girls learn how to value your dignity and respect your privates coz showing off doesn't mean that you are a wife material 😉 😄
Good morning ba mikwano family here. Banange I don't blame our sister but ladies we have to be careful to those men's online dating not all but most there not ok. Bayina ebogenderelwa byabye.. but don't worry you're not the first person to saw ur photos on social media dear.
Good morning Mr. Ssozi and family theres a lady l know infact our neighbour back home she has morethan 12children but bulu mwana ne taata at first l refused to agree not until l got to know the clan names things are real
😮😮😮😮 a u for real
Banange am so touched about the last part it's same has mine but I moved on with mi children
Oyo omusajja tayina future alinga taata wamuwala wange abuzabuza omugamba ekintu nakusubiza tayina kidako ate yye akugamba mbu nze siswaala. Namwesonyiwa mubitibwa bcz tayina future. Kati sister Oyo guy tumusubiramu kyamakulu kyona
Nsaba kunyamba mukwano gwange yakwanye baa wange fena tukyali Ku kyeyo
Ba dear ebintu bya love banange I just look really wantama
Guy wa love lab 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂damage😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢
Chrizo akatengo nga kanji😂😂😂😂😂😂
Onomusajja kilabika yanunilako egaro mutoyi😂😂😂
😂😂😂😂
🤣🤣🤣🤣naye bange tokubyewo nyoo
@@tjfjrjfjrjryfufgigi389 😂😂😂 no gwe tomuwulira
Nange antabudde 😅
@@priceSignatureowandise ka comment nawe nomala newesekerera😂😂😂😂
My husband is 37 now but he told me that he don't have a child but am scared about that coz I got him on 35 by then l was 22😮
Kisoboka nange mine is 34 without any kid nange am 24 still without so don't be scared my dia friend just be thankful to God 😊😊
Great advice sister 👏👏naye bananaye 3m 😂😂kalee tomuwa sente zo sigwe asose ate nebwanazitta zigendda kutwala just 2 months bigweko naye 3m ozikolera ebanga respect your money baby 😂😂😂
Mrs. Jane has patience banange obwedda mpulira obusungu bt she was so calm wiz da guy
Jane sounded like Beckie wa Moses
@@janesebutinde-rd3nw to me she sounded like Nalukwago Jane Mr. Ssozi's workmate on prime radio she usually read news on prime radio am not sure but thats what l think
@@janesebutinde-rd3nwI think she's Mrs Ssozimo Becky nobudde yamuwadde bunji meaning she called him when she was free from work,guy takutula😒😒
Amen 🙏🙏🙏thank you so much Mr Ssozi for the show 🙏 and for our beautiful prayers be blessed more 🙌🙌❤
Wabula kino EKISAJJA kitama just erinnya 🥺 Kili mufolofoto
Kiringa ebinna
Mbu tamanyi kwogera nyo kyoka ayogera nebyebatamubuziza😂😂😂
@@nakimbugwesharifah9941awo wekinyiriza,buno bulangira mbu mugambaku kya ssente nga mugezesa 🤔🤔🤔 olwokuba tazimuwa😅😅
My sister i really feel your pain coz its the same situation i passed through naye with God all things are possible
Banange tubonyebonye ne love 🤔
True Mr soozzi I was dating a man yt he's was married but I thank God I saw the red flags u always tell us thanks so much
Wama sister tell him to post don't fear any thing
Nze there's dis ugandan guy in dubai i had dated for 3yrs era in those years we could video call each other netubyekola kumbe the guy was recording the call, byonna abindaga maze kumukyawa. He could take screenshots bt seriously ono ye guy gwewali tosuubirizaamu kkola kintu nga ekyo. So sis u're not the first era siggwe asembye😢😢. We're in dis together 😊😊
Wama Mr Ssozi nze love omutali ka sex na kumpa sente banikwano let me watch movies and listen to stories as am waiting to go back to 🇺🇬
Oyo Sembatya Chrisestom alinga Endiga. 😏😏😏😏.
😅
Mazima 😂😂
Ccta waffe bamuyogedde naye kati ekiri mu inbox ye yakimanyi nze sagala muntu atakutula mpozi ndi choleric person 😂😂
wabula this gussajja olemwa 😂😂😂
Embwa yo'musajja njaye nnyo yarabi 😂😂😂 yefudde victim mu second mbu ali emotional 🤣🤣 love lab taabu yenyini
Sister love story u made a good decision dear
Banange guno gu guy gunyinza ohhh 🤣🤣🤣🤣🤣
The voice seems like for portable for prime radio.
Guy wa love lab gufere
Love lab olemwa banange
I told the guy that am not muganda the guy those not want to talk to me again he just blue tic me eee kyoka badde mwagalaaa😢😢😢😢
Omusajja alimba alimba muyayee
Good morning family members and have a nice Sunday too u all
Kino ekisajja kinyiza kitumalira obudde lovelab
nze ku relationship nzempuride wano zimala sisobola nakusaba magezi owewange sisobola mudila nategedde wagwa .
Kati bwaryogeera natamutikiraamu ? Omuwaala yetereeze ave malala.
Vaola wabwe ntuuse okuzalira ku myaka gyobukadde
Wabula ogusajja guyaye naye olemwa si kutamwatamwa yatamwatamwa olemwa
Waaa I haven't finished the story naye let him not threaten u 😏😏😏
Banange that guy alimba abuzabhza yesoma ayagara kubba mwana kubanga tayigera kituffu yetolola
Naye banange kuno ogu man 😮 kilabika gulina olugambo bamubuza birala ayogerala birala
Ate bwekyoyegeza mbu tayogera nyo
@@carolyneatuhura9237😂😂😂😂
@@carolyneatuhura9237😅😅😅 olwo singa abadde ayogera nnyo singa tuli kukyi
Just say the name of the person u love the way ur tellinh us
Truth be told abana abawala tulina ebiwundu with such been and experience i dnt think she can trust any one any more naye bassajja
Ono guy muyaye ate may be sister refused to give him some ka money😂😂😂
Love lab😢😢 guy atandise okubulila😂😂😂nze mbiganye kyekaza nyi.sister nyiga left weyongeleyo
Mazima yena alandaga bamubuza bilala adamu bilala
@@nambassasarah9038 yekaza yakagwa ensimbu
Jane u a such a patient babe coz eeh nze mba zavuddeko dda
😂😂 musajja olimba olimba😂😂
Sister oyo mutekeko eliso elyokusatu kubanga simwangu omuntu bwoba olina gwoyagala kiki oba olandaga bwotyo.kubanga elinya lye likuba ku mutwe ,nze ndaba nekya letters tekimala at least basome enamba yesimu kuba tezisobola kufanagana naye amanya gasobola ofanagana
Madam Becky yatude mu love Rab waaaooo
Chris Alina abawala bangi balimba love mbu tweziibe ye lwaki akulebezza ssente mbu mutunuza mukino natafaayo
Ebintu ebyo bikutuula omutima bwoba oliina omu akuleema atya otuteeka, orwo bwayogeera erya mujeewo?