If they did this since these killings started longtime ago and the vehicles people wouldn't be killed like this that means there's a relative of theirs that was a victim
Omubbi bwakwaatibwa nekyikakasibwa nti mubbi, bamutemeko ekyibatu kyo omukono gwa right bamuleke agende, bwaddamu nabba nebamukwaata, batemeko, quarter on that same hand until stealing has stopped, Allah yatekawo ekyibonerezo kubuli zzambi netugaana okugobelela kwekubonabona munsi kati okuliwo
Naye banange obubbi nga bweyongedde e Uganda 😢
Babasibe mayiisa
Haaaa byebakutte babitutte ku Police ye Katwe?????
Hmmm kale!!! Nze ndowoza bamanyi ababbi!!!
Kale banange imagine!
Mukama abalabe gabbi mwe😢😢
Bwoba omanyi tolina musango lwaki ogalawo eduuka lyo.. hmmmmm
Bagasibe emyaka amakumi ataano nga teri nakugeyimirila,ate gasana makomera ga farm buli lunaku gabe nga galima nyo nga kwotade nokukubwa kiboko
Naye ogw'osigwegusose ekyo ekifo kyetaaga kugalira ddala kubanga ekyo kinondo kya bamenyi bamateeka...
Naye bajaj Boxer erimu kyaama ki?? Kuva dda yoka gye babba
Police emanyi obubbi buno kuva dda. Kirabika enkokagana yabwe na babbi yasetulukuse
Kyoka nofirwa obulamu ngomuntu agenda gitunda mitwalo anna 400k 😢
Police mwebale omulimu gwo kuba twakowa ababbi.
Mumumukwase ahaaaa bwabaera mwanawo omuwaayo era omueabuura naddekka bobabera bamanyi webazze mwe mukyima ye
MUKAMA sasira ensi uganda kubanga dala kiki tutuuse kuluno
Police mwe muzanya nabakozi bebikorobero mubasibenga mayisa nabarara barabire kwabbo, namateka GE ug gawagira Babbi kuba
Abo bebatussa kuba bo bagara. Byalaisi
Imagine laughing when people are dying
Banange
If they did this since these killings started longtime ago and the vehicles people wouldn't be killed like this that means there's a relative of theirs that was a victim
Sibangu
Omubbi bwakwaatibwa nekyikakasibwa nti mubbi, bamutemeko ekyibatu kyo omukono gwa right bamuleke agende, bwaddamu nabba nebamukwaata, batemeko, quarter on that same hand until stealing has stopped, Allah yatekawo ekyibonerezo kubuli zzambi netugaana okugobelela kwekubonabona munsi kati okuliwo
olinga agamba nti Uganda etambulila ku Shariah law
@@quraishserubula9351 bwekyisaana olwokuba Allah yenanyini nsi yona