OKULOOTA NGA BAKUWA SENTE By Brother Steven

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 8 фев 2025
  • Bwolota nga olonda Sente, Sente enkadde, osudde Sente || THE CHOSEN GENERATION

Комментарии • 518

  • @AhumuzaRebecca-p4n
    @AhumuzaRebecca-p4n 19 часов назад

    Praise God brother stiv 🙏nze nalose nga Nina sente mu epuloni yange nga nyingyi ezomutwaro, ebiri , nobworukumi😮😮

  • @NabaddaJoan-w7w
    @NabaddaJoan-w7w День назад +2

    Today I dreamed about president museveni giving me 2 million

  • @EddyShastar
    @EddyShastar Месяц назад +14

    Nalota Yesu Christ ngapa.sente.mudora eyingi nebisumuluzo bye mutoka.

  • @AkankundaJovenda
    @AkankundaJovenda 7 дней назад +2

    God bless you nze narota president museven nga mpa sente me pastor Tom mugerwa

  • @KyobulaOliva
    @KyobulaOliva 29 дней назад +5

    Tweyaziza nyo muwereza wamukama okutusomesa mukama akuwe omukisa

  • @NabuzaleElizabeth
    @NabuzaleElizabeth День назад

    Nze I dreamed my mother giving me 35 thousand shillings counting in the dream.
    Thank u I can now understand the meaning.
    Be blessed brother Steven 🙏
    Be

  • @MpumwireSusanNamanya
    @MpumwireSusanNamanya 23 дня назад +5

    Praise God brother Steven I dreamed PR Tom Mugerwa giving me 6 millions while I was sited on a mat in intercession service and he sent his usher to call me .

  • @NakanjakoAnnet-hz5wb
    @NakanjakoAnnet-hz5wb Год назад +6

    Nze naloose nga taata wange ampa enkumibiri nazizijako nampa olukumi naye nga yabade nanyiingi

  • @KayimaAngella
    @KayimaAngella 7 дней назад

    Praise God bro Steven, at night, I dreamt my step father giving me 500000/& grasshoppers to give them to my step brother as he was escorting me, he disappeared I tried to look around no where to be seen,then after I saw myself on a very tall building (flat) tried to look down, I felt ensisi, there was a girl around I asked her the easiest way to come out of the building,she replied to me that it's one where is was looking at, help me with the interpretation, God bless you 🙏

  • @NakyeyuneAnnet-de8wg
    @NakyeyuneAnnet-de8wg 18 часов назад

    Okulota ngabatwala engatozo kitegezaki Bambi

  • @kyarisiima1646
    @kyarisiima1646 Год назад +73

    FIRE 🔥🔥🔥🔥 TO ALL EVIL DREAMS IN JESUS MIGHTY NAME 🙌🙌🙌🙌🙌🙌

  • @KarungiDaina-g5p
    @KarungiDaina-g5p 2 дня назад

    Amen and amen my God bless you

  • @GraceNareeba
    @GraceNareeba Месяц назад +4

    Praise God brother Steven ,j dreamed my boss giving me money to pay for Wi-Fi and he gave me password as LAM

  • @Oahshs-v7f
    @Oahshs-v7f 9 дней назад

    Nze nalota mbala Sente nga zili miteko kunkomerelo natwala shs 8000edobozi
    Lyangamba ezo zezizo

  • @bestielucky4798
    @bestielucky4798 Год назад +7

    Very true i dreamt President giving me money but he told me to share with others.....oh my God i was given atip of 500riyals from my boses not saraly.....en i shared it with my grand papa en he was very happy bambi😊

  • @namuliprossy3712
    @namuliprossy3712 19 дней назад

    Okuloota nga otelese ssente nosanga nga ebiyenje bizilumye kitegezaki

  • @KanshabeAnnet-lp2mm
    @KanshabeAnnet-lp2mm 9 дней назад

    Ate bwolota nga oyina gwobanjja naye okuzikuwa nakuwa ezisusemu kuzewamuwa

  • @NambozoFatina-f4s
    @NambozoFatina-f4s 17 дней назад

    Bwolota nga olonda senty nga nyingi ate nga noti

  • @asenfuma
    @asenfuma 24 дня назад

    Praise the lord steven. Nalota nga ndaba tatawange ngali mukutantala nga mulaba ali mutambula munimiro naye nemukwatako kumugongo netuyingila mukayumba naye nensangayo omukyala nangamba nti buza kubantu abo nayenga bembuza nga nsimbi enganda naye nga zasama zinzilamu. Naye sadayo kulaba ttata wange . Naye mwetwagenda lyalinga ssabo .

  • @NabukenyaJoyce-lj5qb
    @NabukenyaJoyce-lj5qb 18 дней назад

    Ate mukyala museveni okuwa ebbasa ya ssete ga musumba kirabo ali mu ntebbe asanyuse

  • @NaigagaCissy-cc9sv
    @NaigagaCissy-cc9sv 10 дней назад

    Mukama yebazimwe bro okulota akitinyo nga kilikumanbega kitegezaki

  • @NanyondoStellah
    @NanyondoStellah 29 дней назад

    Ate bwolota omwami wo nga kuwa sente ngawakava mubulili

  • @KayezuTheopistakayezu
    @KayezuTheopistakayezu 5 дней назад

    Some times I dream ndonze sente nganying

  • @Juliet-s3b
    @Juliet-s3b 14 дней назад

    Nze naloose muganda wage nga ampa sente ngende ngure emigati kyitegezaki

  • @EliasBehwera
    @EliasBehwera 24 дня назад

    Ate wedota nga nze amuwa sente

  • @kyosiimireevalyne3858
    @kyosiimireevalyne3858 28 дней назад

    God bless you bro 🙏🙏🙌❤️❤️❤️🌹🌹

  • @NantumeJudith-o3b
    @NantumeJudith-o3b Месяц назад

    Ate okuloota nga omuntu akweyazikako olugoye

  • @Sylivix
    @Sylivix 7 месяцев назад +6

    Praise God, nze nalota cousin brother wange nga asaba maama wange enusu bina (400)naye maama nagamba munange silina sente oyo brother wange namukuba ekigwo maama nagwo wansi ate yali awesse mwana wange boona nibagwa wansi naye tebayisibwa bubi

  • @Naira-comfort
    @Naira-comfort 7 месяцев назад +11

    Praise God, naloose nga njela olujja lwabadde luchafunyo, nemunyumba nenjelamu nayye mwabaddemu engato nyingi nenzitereza.the dream was in the village whr I grew from.

  • @arinaitwesheillah6648
    @arinaitwesheillah6648 10 дней назад

    May God deliver me

  • @BoonabaanaPatience
    @BoonabaanaPatience Месяц назад

    Okuronta nga oronda esente nyingi mukumbo especially coins

  • @NakiyingiAngel-l8p
    @NakiyingiAngel-l8p Месяц назад

    Hello me I dreamed when am sweeping the road

  • @FlorenceNaki-b4e
    @FlorenceNaki-b4e 16 дней назад

    Okurota nintera omwana wangye nikimanyisaki

  • @babiryababrah157
    @babiryababrah157 2 месяца назад

    Nze nalota omulabbe wange anpa sente nbu ngure kabalagala

  • @LydiaLetticia
    @LydiaLetticia 19 дней назад

    Dreaming while sleeping in the road way

  • @KarungiDaina-g5p
    @KarungiDaina-g5p 2 дня назад

    Amen and amen

  • @JENIFERHANIFAH-ko5wh
    @JENIFERHANIFAH-ko5wh Месяц назад +2

    Nalota eyali boss wange ngahina sente nyiji ngageda tusasula tewali bakozibanji esente halinu mutwalomutwalo,ebiryebiri,ne mitwaalo etanuetanu.

  • @AnnishaKasujja-ue4bc
    @AnnishaKasujja-ue4bc Год назад +2

    Okulota nga onoga emwanyii kitegezaki

  • @KarungiDaina-g5p
    @KarungiDaina-g5p 2 дня назад

    AMEN AND AMEN

  • @KitondekijjaHarriet-ue7jm
    @KitondekijjaHarriet-ue7jm 9 дней назад

    Praise God,I dreamed many years ago wen president Museven was giving me sacks of money,but I didn't know what to do but av suffered financially,what can I do now pr

  • @Esther-s4v4f
    @Esther-s4v4f 4 дня назад

    Wen u dream about seeing a pastor giving me money meaning

  • @JoanNajjuko-hm1ch
    @JoanNajjuko-hm1ch 23 дня назад

    Bwolota nga bakutemyeko emikono

  • @CathyMalaika
    @CathyMalaika Месяц назад +1

    Thank u for the good message ate okuloota nga abaana besomero gyewasomera nga bebakuwa sente musobole okuyingira musomero eryo

  • @NatambaMiria-jc8ft
    @NatambaMiria-jc8ft Год назад +8

    Nze naroota master key Eri mubaanga waakati wensi ne guuru nentekaayo omukono nekyifuuna ne ndaaba ekyiziimbe ekyiinene nga Kya banka nensaangamu abareenzi babiiri no muwaala omu bwe bandabye nebatya nyo naanye ekyiziimbe kyabadeemu buri kyimu ekyirimunsi ekyisaanyusa nebaafukamiirira nebaangamba saininge ne saininga nebankwaasa ekyiziimbe kyoona

  • @REBECCANAZZIWA-vg6yd
    @REBECCANAZZIWA-vg6yd Месяц назад

    Mukama akuwe omukisa

  • @NantumeJudith-o3b
    @NantumeJudith-o3b Месяц назад

    Ate okuloota nga bakuwa dollar

  • @MutesiMercy-cz1lf
    @MutesiMercy-cz1lf 2 месяца назад

    Okuroota nga maiza gawa

  • @NannonoMariam-s8s
    @NannonoMariam-s8s 2 месяца назад

    Fire in the name of jesus🙏

  • @RestyNakasagga
    @RestyNakasagga 26 дней назад

    Nze taata wabaana naloota ampa sente nzensi endala nga bumpapula

  • @NambozoFatina-f4s
    @NambozoFatina-f4s 17 дней назад

    Olonda sete wansi we motoka enene like traila

  • @kansiimeviolet4446
    @kansiimeviolet4446 Год назад +1

    Omusa namwagalako nalose ngamba kuvalero mpita Dad nange nkuyite Mami tewali buzibu nagamba ndetera ekitambala nenkireta nenchiteka kumeza ngakyeru nyo natandika okusabira abarwade nga bawona nyoo musumba kitegezaki webale nyo

  • @assyannet438
    @assyannet438 2 месяца назад

    Atte okulota ngolonda sente nyinji kitevezaki

  • @abeer4080
    @abeer4080 Месяц назад

    Yesu yebazibwe,narota nga ewafe waliwo eyafa wayitawo enaku biri nendota nga muwa ekyebitano naye ngayakafa😢

  • @NorrenWimana
    @NorrenWimana Год назад +1

    Mukama yebazibwe musumba Nze jalia Naloose ngenze mubanka okwewola sente Nalabye Nina empapula Satu naye olwokusatu omusajja wabanka nalusazamu naye nalumpa mbunabade ngenda kugula motoka naye empapula zabade muluzungu ngandimukunonya abanyambako okujuza empula naye ngabebuzabuza kitegezaki musumba Mukama akuwe omukisa

  • @wayesuedith8347
    @wayesuedith8347 Год назад

    Praise the LORD dia nze nalose nga ntambula nabaana ba mujja wange naye nze nabakuza kati bakulu nga tukute sente enkumi saatu akolukumi na kebiri nga Tugenda hula ebyenyanja naye omukazi natugamba nti biwedewo kyoka nga tubilaba kumudaala kwebiri

  • @mercymuzeeyi4055
    @mercymuzeeyi4055 Месяц назад

    🔥🔥🔥🔥🔥🔥🔥🔥 in Jesus name 🙏🙏🙏

  • @nabukeerawinnie9842
    @nabukeerawinnie9842 Месяц назад

    Praise God, what about dreaming stealing money from another person

  • @QawQw
    @QawQw Месяц назад

    Amina Amina 🙏🙏

  • @FlorenceNaki-b4e
    @FlorenceNaki-b4e 16 дней назад

    Okurota nibanyibaho engito kitegezaki

  • @AkampuriraRuth-y3p
    @AkampuriraRuth-y3p 2 месяца назад

    Kurota oronda sente nyingi kitegezaki

  • @ruthkatushabe6627
    @ruthkatushabe6627 Год назад +22

    Praise God brother stiven, tweyanziza nnyo okutulunggamya no kutusomesa mukama akuwe omukisa ogwamaanyi ennyoo 🙏

  • @NusratWinnie
    @NusratWinnie 2 месяца назад

    Me I dream about going back to school I dream that too much 😢

  • @NamuwaJim
    @NamuwaJim Месяц назад +1

    Okulota nge bakugulila olugowe olupya kitegezaki

  • @NKABULAERIA
    @NKABULAERIA Год назад

    Praise God brother Steven. Narose nga omukazi omukulu azalidde abana bana(4) ate nga Nini wo abalala abawere Dala babiri(2). Kitegezaki brother Steven Mukama akuwe nyoo omukisa.

  • @TeacherTeacher-e9x
    @TeacherTeacher-e9x 18 дней назад

    Naloose eyali boss wange ampoze sente 800000 kitegezaaki

  • @muthonibarbie5961
    @muthonibarbie5961 Год назад +1

    Praise God bana chosen i dreamnt when am at our home my Dad gave me 3000ush to buy matooke And he was very happy for me kujja wakka nga ali smart ne waka nga walabika burungi kitegeza ki?
    Ne ndota nga nalesse amenvu nga galabika burungi abiri mukavera ka white wabweru pastor nava mu church nga ejjara emuruma nagalaba najja ko limu nalilya
    Nze Daphine God bless you

  • @LydiaLetticia
    @LydiaLetticia 19 дней назад

    And dreaming flags green white and blue

  • @Rosettna
    @Rosettna Год назад +1

    Mukama waffe yebazibwe bro Stev, nze Rosette naloota nga ndi mu kakubo akafunda nempisinganya nabalenzi babiri bwe twali tuvuganya mu class,ku o level, omu nga avaa gyengenda,omulala nampisa, bwenatuuka ku kukubo eddene, omusajja nze gwenategera nti ye mwami wange nampa bundle za sente 3, ono ayampisiza nantunulira, naye mubuliwo,siri mufumbo

  • @sharonnana4987
    @sharonnana4987 3 месяца назад

    May God bless you 🙏🙏 Thanks for sharing

  • @ByaruhangasoniaL
    @ByaruhangasoniaL 2 месяца назад +3

    Mukama wafe yebazibwe nze naloota nga koini nzilumukavera ka white naye ngakasibe kyitegezakyi mukwano 😢

  • @IreneMercy-fz7vs
    @IreneMercy-fz7vs 2 месяца назад

    Praise Lord brethren ❤❤ nze nalota nga neighbour waffe ampa omutwala

  • @nanfukavictoria9929
    @nanfukavictoria9929 Месяц назад

    Welcome brother

  • @REBECCANAZZIWA-vg6yd
    @REBECCANAZZIWA-vg6yd Месяц назад

    Musumba webale nzembade nalota ngambala sente nganyinji nayenga waliwo omusaja ngamba ntibalayo ekumi nayenga nyinji sibola nakuzibala ngakyimbando kyinanene nadamu nangamba balayo abirii ngelanyinji nyoo ngatezibalika mukama akuwe omukisa musumba

  • @BabiryeDaphine-t7n
    @BabiryeDaphine-t7n 4 месяца назад +2

    Webale kuwereza man of God nze ndoota nyo nga nonda sente zempapula mu kasasiro nga kasasiro bamuyiye mukubo oba ebali we kubo

  • @namukisadorah8220
    @namukisadorah8220 Год назад +3

    Musumba yesu yebazibwe nze mumyezi ebyili nakalota emilundi 4 ngavuga emotoka naye mukyiloto mbera sijimanyi jivuga nayenga sitomera mubuliwo siyina motoka era simanyi jivuga njakusanyuka ngazilidwamu🙏

  • @LydiaLetticia
    @LydiaLetticia 19 дней назад

    Dreaming sliver

  • @NakasaggaLydia-c8k
    @NakasaggaLydia-c8k Месяц назад

    Amina mukama mulunji ekisera kyona 🙏🙏🙏

  • @AinesasiShallon
    @AinesasiShallon Месяц назад

    Okuroota ngogenda mumazi

  • @graceviola279
    @graceviola279 Год назад +3

    Praise God pastor,nze nalota nga nonda ebinusu ebyebitano mu pasikalamu nga binji nembilonda nga bwembipakila mukasawo naye nga ate ndaba it was coming to morning time like nga 15:30

  • @Nakato520
    @Nakato520 Месяц назад

    🔥 fire 🔥 fire

  • @KwagalaKitibwaRacheal
    @KwagalaKitibwaRacheal 2 месяца назад

    Yesu tuyambe

  • @Hilema-m3l
    @Hilema-m3l 14 дней назад

    Nza omwezi oguwede December narota nga nonda sente nyinji ngansibe bando dora nga nyinji eze uganda neTanzania zona nga nyinji newajawo abantu abarara nabo nebatandika okuronda naye nze naronda enyinji

  • @nanfukaflorence1095
    @nanfukaflorence1095 Год назад

    Praise God nze nalota nga muganda wamaama wange ampa enkumi bili nsimpa ate sinkade nyo zili awo naye ye last born wa ba maama

  • @daphinecruz4265
    @daphinecruz4265 Год назад

    Brother praise God am asking ate okuloota mabala sente ebiri ebiri nga nyingi nga mulimu Ne 2000 bwamilundi 3 nga bupya nyo Amen 🙏🙏

  • @nairahasiimwe5063
    @nairahasiimwe5063 Год назад

    Mukama yebazibwe brother nzendota ngo mwami wange ngadi mumuwasente kitegazaki munayeee God bless you

  • @StingEyeSting
    @StingEyeSting Год назад

    Praise God Mugole waffe. My name is Elizabeth , ekiro ekikeesezza leero ku saawa nga kumi nedakiika 45 nazuukuse oluvvanyuma lwokuloota nga Nina Wendi ne mwanyinaze eyaffa 2yrs ago, ne mutabani wange owa 5yrs, wabula twabadde tutuuse ewaka nendaba nga mutabani wange oyo tazze naffe ate nga tali Waka, nembuuza abewaka nga bagaamba tebamulaba, nataandise okwelaliikirira mwanyinaze omufu nampa sente nzileyo munoonye, wabula nabadde ngeenda okufuluma omwana oyo najja nga Ava munju nangaamba nti waliwo omwami eyamuleese, nageenda ku tooyi akole susu nga Ayambadde ekanzu ya Uganda cranes jersey, nakutte sente zili omufu zeyampadde nenziwa omwana wa Maama wange omuto muwala mukulu, aziddize omugenzi, wabula nga muzzo mulimu akomutwaalo akayulifu, omuwala nayagala okukanziliza nengaana nemugaamba zonna azimuddize sikyetaaga kuzikozesa, awo nenzuukuka nentaandika okusaba.

  • @LydiaLetticia
    @LydiaLetticia 19 дней назад +1

    Thanks Brother, okulota nga president nga akuwa sent kitegeza ki

    • @NamboozoSuzan-t1m
      @NamboozoSuzan-t1m 16 дней назад

      Talk about it.Nange nalootako nga Janet museven ampa sente mbu nzileyo nsome

    • @Aberash2580
      @Aberash2580 10 дней назад

      President ngakuwa sente kitegeza mukisa gwasente ,pray en claim for that money

  • @OlivaMukisa-l5p
    @OlivaMukisa-l5p 2 месяца назад +1

    Mukama yebanzibwe brother ate bwoloota nga bakuwa sente nga nyiinji

  • @Maryam-y9h2n
    @Maryam-y9h2n Месяц назад

    Amen 🙏🙏

  • @GumusirizaAlex
    @GumusirizaAlex 3 месяца назад +1

    Praise God naloose nga nonda sente za bitano bitano nga nyingi ate nga zili wamu

  • @beatricezz6693
    @beatricezz6693 Год назад +9

    Thank you so much pastor for teaching me may God bless you ❤❤❤❤❤❤

  • @NatukundaSylvia-x3t
    @NatukundaSylvia-x3t Месяц назад

    Nze naroota agandi Nye enyonyi nasirana kugenda pars pot yange negijayo kukampuni nayekyawa

  • @LydiaLetticia
    @LydiaLetticia 19 дней назад

    Okulota nga muntu nga akuwa dollars

  • @evaan994
    @evaan994 Год назад

    Yesu yebazibwe musumba nze naloota nga pastor Tom alina basabira nze bwenamutukako natandika tuwa bupapula natugamba tuwandikeko prayer request zange nenzirayo omukazi gwebali basabide nagamba kale singa nange bangambye kuwandika buwandisi omuwala gwebatugamba okundika naye nabako gwayita ye amutwalireyo namugamba kankuwe enkumi biri oluntwalireyo twali tutude ku lole nemutunulira nga bwempandika ebyange nenva mukirooto nga akapapula kange sikatuteyo kitegeza ki .thanks

  • @Maureen-j9u
    @Maureen-j9u Месяц назад

    Fire 🔥🔥🔥🔥

  • @misskeera3306
    @misskeera3306 Год назад +1

    Praise God every one .bro webale tuwereza Am ever dreaming when am washing \ Cleaning toilets munyambeko kyekitegeza be blessed

  • @kiyagamagie3929
    @kiyagamagie3929 4 месяца назад +2

    Praise God brother Steven nze naloose nga omuvubuka ampa emitwalo ebiri kyokka immediately nenziramu nensanga omusaajja omukadde naye nampa emitwalo ebiri naye nazinkasukira nangamba nti ajja okumpa nendala naye yabadde nga ayagala okunkwana Yenna nga yewomereza. Naye oli omuvubuka yamaze nadda nangamba mbu ayagala kugendako mutundwe ku church nensanyuka nemugamba tomanyi sanyu lyempulira omuntu yenna wangamba nti ayagala kugenda mutundwe , ye gwe abeera mukwano gwange asooka.

  • @tukamushabajovulet3525
    @tukamushabajovulet3525 2 месяца назад

    Nze ndota bampa obusente butono nyoo😢😢😢

  • @NANSUBUGAREBECCA-q4r
    @NANSUBUGAREBECCA-q4r 2 месяца назад

    Okulota ekoko kitegeza nki praise God

  • @NabimanyaAnnaclare
    @NabimanyaAnnaclare 4 месяца назад +1

    Nze ndose omwana wobuwara nga mutto ampa sente nza bitaano bishatu and even my Boss giving me money, naye nga okuva rwenanja tampanga ku birabo sibitengera Brother STEPHEN thanks Bambi my God bless you