Omukwano tegutegerekeka wabula

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 28 окт 2024

Комментарии • 42

  • @NAKIRYOWAAIDAH-ns9fz
    @NAKIRYOWAAIDAH-ns9fz 2 месяца назад +4

    Not only kwagala lugambo but u comfort us plus too much love for u

  • @retmacfoundation6233
    @retmacfoundation6233 2 месяца назад +7

    Hi Fifi, these guys who say they won't marry the ladies they have in their home, the ladies who are patient for mikolo for years we give them time to see our small weaknesses and they forget that the new ones who are worth the mikolo tebabawa time to know them more

  • @sanayoramara5522
    @sanayoramara5522 2 месяца назад +6

    Her story is like for a certain lady who was staying in Mengo in my brother's neighborhood hmm. Ebya love bizibu ate nyo nyo Katonda akuyamba buyambi. The lady looked after the cow kuva dala nga nyana and would come to get biwata okutuusa bweyakula nefuuka ente. It is the same cow omusajja jeyatwala okwanjuza ew'omukazi omulala. Ebirabo babisibira w'oyo omukazi. N'ekanzu omusajja jeyayambala omukazi yeyagigolola. Someone sent her the photo for kwanjula omukazi neyetuga nafira awo wenyini mu nyumba y'omusajja. Abaana babwe babera awo not knowing nti maama yetidde mu kisenge until the neighbour asked the kids mbu mukola ki wabweru at this time of the night. Mbu nanti tetunafumba tulinda maama ave mu kisenge. 3days later the idiot comes back home. Okugulawo enju nga bitalo byerere. Her story was in Bukedde in 2016

    • @rshadaognda887
      @rshadaognda887 2 месяца назад +1

      😭😭

    • @oliveuganda9055
      @oliveuganda9055 Месяц назад +1

      Oh my God 😢so sorry 😢 poor woman kyamuyitirirko bambi 😢 naye yaligumye ku lwabana be 😢 banange abasajja bakikumalako😢

  • @ramlamm
    @ramlamm Месяц назад +1

    😢😢😢hoo nze bba wange mwesiga 20%, 80%nazeesigaliza reekaa 😢

  • @birungijackline1088
    @birungijackline1088 2 месяца назад +2

    Fifi oli mukazi mulungi barbie wa Africa ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤

  • @marghrit7393
    @marghrit7393 2 месяца назад +1

    osobola okwagala omuntu nomwemaliramu nayenga ye alibiraranyo naye mukama atusasire😭😭🙏🏻

  • @namawejjehusnah5691
    @namawejjehusnah5691 2 месяца назад +1

    According to the pain she passed thru,agumire ddala kuba omusajja nebwanamubulira siloowoza nti banaddamu nga webali🙃ye omusajja ne maali ye gy'eyawasa mayb God payed them according cos okwezimba n'omuntu ate nakulya olukwe kibi😏

  • @buyinzajoselyn5306
    @buyinzajoselyn5306 2 месяца назад +1

    Hi Fifi,I have been through the same story that lady narrated ,but me I lost everything and went back to ground Zero.

  • @NankyaRitah-iy5ce
    @NankyaRitah-iy5ce 2 месяца назад +2

    Nze Fifi, omwami ya leeta mugyawange mu dwaliro nga nzadde bebi wange ,nabitegera luvanyuma

    • @oliveuganda9055
      @oliveuganda9055 Месяц назад

      Sorry dear😢 nange Nina gwemanyi eyatwala side dish alabirire mukazi we mudwaliro nga azade makazi watu yabitegera nomwana awezeza emyezi nga etano 😢

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 2 месяца назад +2

    Hahaha ngarutunyumiira fifi wasuuze otya dear aba tiini baali batya baba .

  • @Sherinah-y5k
    @Sherinah-y5k 2 месяца назад +3

    Akadanyuma kasaa tadayo wabura

  • @JoyOuma-n3p
    @JoyOuma-n3p Месяц назад

    She is cool like me

  • @allenkellen4021
    @allenkellen4021 2 месяца назад

    Sabula emboozi Fifi ekiboozi boozi

  • @Jackiekirabo-en9vc
    @Jackiekirabo-en9vc 2 месяца назад

    ❤❤❤❤

  • @msrose8591
    @msrose8591 Месяц назад

    Kale embozi eno ekabiza amaziga kubanga kyantukako naye abasajja mujoga naye yusuf silikusonyiwa

    • @msrose8591
      @msrose8591 Месяц назад

      Nange omusajja teyampa weakness yange kyoka upto now yetonda gasiya bulolo

  • @shifah873
    @shifah873 2 месяца назад +1

    Nebwemba nze sikuddira

  • @AllenNakabuye
    @AllenNakabuye 2 месяца назад +1

    Tamudira kuba ako akamayiro kasuka banange hooo

  • @alicenamuliira9775
    @alicenamuliira9775 2 месяца назад

    Nze Fifi abasajja sibalojja yemuntu gwokiririzamu namala nakyuka ffe tulabye ebintu mubutufu babera banonnya webekwata webatuka ngakiwedde

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 2 месяца назад +1

    Yamujooga nyo bambi omuntu omukyawa omutima guffaw nga nebwemuba musigadde babiri munsi naye toyinza kudamu mweyambulira.

  • @NankyaRitah-iy5ce
    @NankyaRitah-iy5ce 2 месяца назад +1

    Nange kyanuma mpaka bwenadda kunyonyi nga seyagalide

  • @mayanaava3523
    @mayanaava3523 2 месяца назад

    Fifi bambi yogera ku bi taxi byo'mukampala.Banange taxi nga zimazeewo abantu, ate police telina kyekolawo

  • @bridgetbabe3042
    @bridgetbabe3042 2 месяца назад +1

    Kale the devil is a liar it tricks you in something of just seconds Kati hear he even left the new relationship which originally made him separate from his first marriage ? All the money he wasted ?

  • @komujunijoanah9332
    @komujunijoanah9332 21 день назад

    Tamuddira, Sitani talokoka😢

  • @Headofthetable1122
    @Headofthetable1122 2 месяца назад

    Amusonyiwe

  • @bisousbisous7324
    @bisousbisous7324 2 месяца назад

    Twagala olugambo kuba nalutuwa naye tumufiraki nyoooo. Ate paka feeling bad.

  • @monicanakiwala2
    @monicanakiwala2 2 месяца назад

    Fifiiii olugambo is good for the soul bambiii I know you understand us❤😂😂😂

  • @AllenKisakye
    @AllenKisakye 2 месяца назад

    Naye banange 😢kyoka negweyayanjula yamulekawo . sitan olina etiima 😢

  • @HajarahMuslimah
    @HajarahMuslimah 2 месяца назад

    Banaye nze mbabulire obufumbo si meere kuba nobwofumbirwa omulala byonna byebimu naye nze kanjira neyombekera 😢😢😢😢hmmm kukyenatukako nakilinza okufumbirwa omusajja owabakazi abaana

  • @SHIRAHSHIRAH-d4c
    @SHIRAHSHIRAH-d4c 2 месяца назад

    I know he is taata wa abaana naye keep moving on only God knows

  • @monicanakiwala2
    @monicanakiwala2 2 месяца назад

    Goodmorning mami❤❤❤

  • @hajarahnankindu4337
    @hajarahnankindu4337 Месяц назад

    Nze my mum got pressure pakka kati lwa kitaffe coz of betrayal in love

  • @user-muzukuluwakasolo
    @user-muzukuluwakasolo 2 месяца назад

    Am first today 😊

  • @Headofthetable1122
    @Headofthetable1122 2 месяца назад

    Nze silina video jyensubwa

  • @NakalyowaSumayiya
    @NakalyowaSumayiya 2 месяца назад

    Besides omusibisa ebilabo and using her money, nze ekyasiinga okunuma mumboozi eyo nti mumyaaka jebamala nomusajja nebatuuka okuzaala 6 kids nti yali tagendangako wabwe wamukyala,atleast yandikyaddeyo