Jebuuva bwenkaana abaganda bagamba nti akusiguula takujjuza ate waliwo noo omuyimbi eyayimba nti oyo gworaba okukwegomba akwagala oliko woli kati mukazzi toli musiru wabula amagezi tolina imagine 17years ! One day u will regret am telling the truth oyo gwofunye si musajja just know that nga bwakikoze gwe he can do the same to others. Think twice before you act
Wabula bambi omusajja mukakkamu. Naye bannange neewuunya omusirusiru bwadda ku mukazi wamunne ate munnyumba yamunne nebalyoka basinda omukwano kitalo nnyo!!!
But lady's u always make me cry
banange mulokoke kubanga Baibo byeyogera bitukiridde bambi mudde eri Yesu, muwone okukozesebwa sitani,
Bwekiri betaga YESU yeka
kalee nolamba ekikazzi kitunura nga edagaanoo gasia
Endagaano yaaki?😀😀😀😀
😂😂
Omwenzi omusilu, wabura banaye nze silina nakyakwogera hehehe kansekewo kulwekyo
Yiiyi naye bwoba ogudde mu nsobi jikirize wetonda nga tozeemu bigambo birara kyoka Olina abaana,ba maama twedeko.
Mwami mawanda hahahaha wasanze nkubakyeyo sente ninawo entandikwa hehehe
Inbox nkuwe e number ye
@@superlevel141 hahahaha nabadde nsaga mukwano
Obusiru bwomukazi.ovude kuwuwo,ogenze kubeera number satu bwotyo bwolifa genda obonebone
Hihi ela yasuzze kumuffu,gwe omulambo togulabye
Banange ebintu bizibu, omuntu akulabiridde 17 years nosalawo omusasulamu ekyo! Mpozzi nekirala banange si bbuba Nate nze sagala mikwano jange kwesembereza mukazi wanted sagala sagala hoo. Abakazi bakemebwa ate berabize nyo, asobola okwerabira byomukoledde byonna bwomuzina bulungi Nate NGA obeera busy kumulimo agifuula nsonga bwomuwa time notamuzina yekwasa musajja tamalako, ddala kikiii??
🤣🤣🤣🤣I feel u
Haa haaa bano bekaza naye ba brother kyikyi ekyibafunyisa abakazi abangyi nga temulina power
Kawedemu😂😂😂
Yiiiii, !!! Mukazi gwe ngolimujozi nyo ,tewandilese musajja munjuyamusajja Bambi.
Yiiii bukeregge madie
😂😂😂😂😂😂chair man omumpela wano 😂😂😂 teanguyize totuleisa chairman yiiii kyoka mawanda mukakamu bambi
Emikwaano bwejityo simwangu wabula omusajja yekaziza
Heheehehe mbu kati mawanda akola farm, kati omusajja anakuwadi ekitibwa hehehe
I hear "nkola byafaayo" hmm mujooga 😃😃
Hahaha 😂 abakazzi basobola, nze ndi team byononese😂😂
Let me also gather here haha 🤣🤣🤣🤣🤣
Kineke oo hmm oba abakazi twagaraki? Tunulira omusajja omulungi..uganda kitalo
kyoka kubenze ko kirungi bitya
Bambi bareke Mukama ajja kuwa ebirara akuwe nomukazi atajja kukabya maziga balowoza bafunyenyo bijja kubagwako Mawada guma
NAYE BANANGE BISWAZZA OMUSAJA NGA AKULABIRURA KATI MBA NONYA KI WULIRIZA OMUSIGUZE BWAYASAMA
Alhmudulillah Owekitibwa Allah
Ndi kukyeyo emwaka enna kati nga sigetangako ate era ndi OK. Mukama webale
Kati obwenzi enaku Zino rumble?.abakazi........
Mawanda abaana batwale ku DNA kuba kilabika bulijo akutikilamu....Bambi mawanda.naye abakazzi mulimba
Enakuzino abantu bamanyira mbu amumpelawano 😢😢😢
Ahaaa oba dogo oba bukakamu naye mawanda olimusajamubasaja
Mbu nga beesa empiki 😂😂😂
Abadde ayagala mukuba mpaga
Omuntu omukulu tasigulwa nga kitooke. Oyo omusajja eyakute mukazi we mubwenzi, amusibuule, afune omulala. Ensi lusuku tilubulamu ndagala... N'omukazi w'omusajja akole bwatyo.
Ensi bwetyo bwegenda.
Ohoooo marriage isn't easy now look at dis subuhanallah
Tweyanzizaa olwegulire elye nkulakulana nolulaala mukolanga bwe mutyo
Yagenze ewabwe mu rumble.......norwo narwo rumbe
Naye Banange kikyetwagala abakyala nabasajja😭😭😭😭 katonda atusasiire
Yasuze kumuffu🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Dats why nze nava ku bwenzi kangume negwendinaye😂
😆😆😆🤣🤣🤣omukulu akola byafaayo
Oyo yeyaali omufu🤭🤭
Ooh kale Oyina business noda bwezi oooh kika
Abasajja murine ebizibu.hurira omukazi gwe bakute nga ayanukura ba.nga wamutekamu nesente zo.nze ebyo nabyesonyiwa
Kyoka taata wa abaana musajja mulungi okusinga omusiguze bambi nakawele ankwasiza ekisa mbu nkola byafayo
Nayee gwe gusiguzze gwwe Walayi oli gwa kuwomutima omubi nakutematema sebo owaggà enti ogenda kusiba famu
nay e banange abakazi twagala ki kati onvudde ewa mbawo ogende eri ofuke number 3
Laba no guno ogukazi
Mwami mawanda webale kubeera musajja ategera webale kuuma buntu bulamu naye emikwano jino bisirani byenyini tosobola kutwala bintu bwamuno bwotyo notakomokwo notwala nomukazi naye abakyala twedeko tuwe kubasajja ekitibwa nabaana betuzedde silaba kimwemazamu yalabi wabula kino kiluma 😢
Naye banange obwenzi hm hmmm😖😖😖😖😖
Tosala gwa akawala nga tonamanya gwa kalenzi, abasajja mubalaba kuma TV naye batusuula wabula bwalaba ngofunye oluwenda ngavaayo. Aabo Aabo hmmmm
Banange ono Omusiguze ajoga bujozi wulila bwayogela😣🤔🤔
Naye nebano abatugamba okulokoka nabo bakozi babibi. Abasumba babwe tubalabye emirundi mingi nga basigula abakazi abafumbo. Balokole mmwe nammwe mujja ggenda nnyo mu geyeena ssinga temulokoka kungulu kwokka.
Obwenzi bubi bambi
Naye mwebare okubera bakakamu nemutarwana kubanga tebigasa
Banange uganda enyuma😅😅😅😅😅
Uganda z just fan
Haha haha Kikaaaaaaaaaa banange!!
Obutasoma banange?????
Awo muwanyisaganye nawe twala on omukazi asigade mawanda
nange kyembadde ngamba bawanyise
Oba abakazi twagalaki mwemufa kimu kubebakako naye nemutafa kubijja mumaso abo abasajja abasiguze baba tebalina jebatutwala akwagala olina wotudde naye bwebitabuka nga akwesamula
Abana balabika sinababo
Naye banange kiri uganda
Kale nange singa bawange nange anwanila bwatyo.
🤣🤣🤣🤣🤣🤣 ohhhh!! my Lord I wonder but ladies hmmm ur not easy
Naye mukazi gwe nomusaja mwekaza teri kintu kyentya munsi nga musajja kunkwatila mubwenzi kyabuswavu nyoooooo
NZE comment zinyumira🤣🤣
Bessa enpiki
😂😂😂😂omusaja alikumufu
Where are the ladies saying Abasajja mbwa! 🐕
Obwenzi sittan ddala
Yiiii musajja wattu mawanda kasita oli mulamu ojjakola ebilala,kyokka omusiguze mbu akola byafaayo ky'ova olaba tukyalogwa nyo omusajja agendera kundagu n'ogwa edaalu
Naye ensi eno...hmmmm...bwolaba ababadde mu bwenzi..wewunya....Hmmmmmmm..batunula nga ebigali..
Bunyuuma nyooo ngatebakutte
Ekyo ekikazi kigenda okubonabona
Mbu nkola farm😂😂😂
Naye tulikukiwano mbu kola farm🙄🙄🙄🙄🙄🙄🙄
Amajjee!!! Babadde batujju
Nice 🏡
Wamma Mawanda baleke oyo omukazi nomusiguze bakwase mukama ajja bakusasulira ngabwanaba asiimye...
Bambi Mawanda
Kale okulekawo omwami owobuvananyizibw nogenda nomuyaye nengeri gekyogeramu obwenzi bwakaffa olumbe kati olesewo abana bo
Wassa mukwano gwo. Ooo .kale mukazi gwe onswaziza nyo nyo
Ofunye maama.
Laba no nabossa bwatunula hahaha Bambi ki ssebo
kika ummmmhhhh tufudde🙉🙉🙉🙉🙉
Abakazi!!!!!!!!!! Ekyo kyakuyiga akebere na bana ayinza kuba nga mawanda talina ku mwana
I concur with you.
Kituffu nyo
Naye Uganda muli babbi really is that house worthy that money?25,000,000m??
Naye mukama
Empiki banange 🤣
Naye abakazi tulimba mukazi gwe kyokoze ogya kisasulila toyinza kutunza tata wabana bo byumba nga gwe oli mubwenzi akusigula takugula
Naye abakazi twagaki? Abakazi twebereremu ebweru siwangu mwogeza bugumu naye mujja kukya
Kyona ekikazi nokitunulila ngakyasama gasiya
Nawe twalamu owuwe hahaha
Majje 4 wat namwe mutuleke mu
Naye abakazi abassajja.
Oyo fara nze kyenkola njokya motoka sitawana nabo
Omukazi no Omusiguze bombi bajjozi
Anti uganda tabu neza lodge pe
Jebuuva bwenkaana abaganda bagamba nti akusiguula takujjuza ate waliwo noo omuyimbi eyayimba nti oyo gworaba okukwegomba akwagala oliko woli kati mukazzi toli musiru wabula amagezi tolina imagine 17years ! One day u will regret am telling the truth oyo gwofunye si musajja just know that nga bwakikoze gwe he can do the same to others. Think twice before you act
Naye banange sigaanye obwenzi bubaawo stan nakema naye era oleeta mu Nju / muduuka lyo'musajja abakyaala twedeko
Banange eno katemba??
Vision ebijawa??
Abakazi bandage twedeko
Naye abakazi oba twalyaki yarrabi? After hearing tht idiot saying mbu nze Kati nkola farm ... nga nange oteeka mwogwo omugatiko😢
Eee mawanda alina omutima omulungi mwattu singa nze bombi singa balina okuttu kumukumu ne eriiso limulimu
Laba ekisiguze ebinnyo