Ani Musobya Episode 20
HTML-код
- Опубликовано: 8 фев 2025
- Ani Musobya Episode 20
Hi! Welcome to MK trinity Uganda Films Ani Musobya is our new film trust me you'll enjoy it. After Amaziga Ga Mpanga this is our new film for you from mk trinity enjoy watching new Episode.
Abalaba film eno mukama abawe omukisa🙏🙏🫶🫶
Amiina
Naye taata fiina Bambi onzanyila bulungi Bambi may god bless in your business
Ate ayogera mukakamu oba bwari in his life bambi
Even in real life bwatyo bwali😊
❤❤❤
Finally obuguminkiriza kikulu mukiga anatera okuwangula Fina 😂😂😂😂wadde nga alabika Fina mukuuzi 😂
Muganda wa h/m as in mulamu i liked your character olimuzanyi mulunji
Bwekili mkno
Hoo this mulamu tazibirako wadde na mwanyinna amuvuddemu nga lumu these are the kind of mulamu we need. Much love mulah
Mwana gwe
Naye Mukigga ne ka brouse bali bati✌️😂😂😂
@@NassoloJosephine oyo ayogela olukiga banange ngamba oyo eyesiba ku fiina
😂😂😂
Mukiga omuwangunzi tawanika lemelako mpaka🤣🤣 team mukiga gather ❤😂
@@annetkatusiime4726 hahaha 😂😂😂😂😂😂 naye anamusobola kubanga nawulideko nti kiwa Talina sentye oba oyagala mukula ago 30
Kiwa waronda ekyapa mumanyago phina mukazi muyilibi anti anonya sente za kuuza piki🤣🤣🤣👏👏👏
Phina bamuyita katwezimbe 😂😂😂😂mu buli mbeera
@JacklineNakirembe kitufu🤣🤣🤣🤣
Bebo bamula betwagala ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
❤❤❤
Nayeeeee fina olimukazi mukulu oba oli mwana muto obuzabuza munange
She graduated last month mukazi mukulu
Naye banange ganamwe mukela galabe🤣🤣Naye mbagalanyo ba team kukela❤❤❤
Yeffe yeffe ba number last😂
This movie is so nice ❤❤❤❤ but you make us to forget where we stopped from 😢😢me en other fans MK.Trinity U.F we kindly request at least two episodes a week please 🙏🙏🙏🙏🙏
That is a song everyday but they upload only one every week
Amuza and Fina must shine 😂😂😂
Owemula 😂😂😂😂😂
@chrisshaq9890 😂
Good morning everyone here number five today ❤❤
@monicaviolta3449 webale kusiima dear
Olikungi mukazi
Naye eno love yamama fiina ekyaliwo mu uganda? Kuguno murembe olemwa ❤❤❤
❤
Phinah is the true meaning of emwaanyi gyewesiiga tebaamu mulamwa😢
Bambi burser mukazi waitu awakanira baawe🥺🥺🥺 naye fiinah na Adijjah nkumbi na kitiyo😂😂
Olukundo lwamukiga ❤❤❤
Naye mwe namwe mutuwe ngako mu week like 2 times naye mulwawo mugenda okudako nga tubelabide simububi
Ok mkn
Ante ekimalamu amanyi pro banjituwa ku Monday 😂😂😂😂
@@ScossyMurembegwe okitegela mwanagwe ate nga tht film is so good naye banange olemwa but we love them
This film is very good but one episode in a week nedda mukyusemu
Maama Fiina alabika atandise okuzibuka amaaso mukama mulungi.Ssinga ekibanja kiwona okukitunda bambi😢😢
Naye fiina olimba nyoo mkn kitaawo atuunda bibye mbu akuwereera Naye maaaa😢
Good morning to you ba tia
Naye abasajja bajoga ddala era bursar towakana , the truth will surprise you🤣🤣🤣🤣🤣🤣trust men at your own.
Munansonyiwa okuyomba😢😢naye lwaki mutulumya aba MK Trinity mulinga ebyawongo😢😢😢😢
Bagambeko 😂😂😂
Mwanagwe batulumyaa😢😢
Mwana banyiza😂😂@@KanyesigyeJackline
@@namuddujariah504kyebatamanyi nti bulyomu yetaga mune😢😢
Oba we unsubscribe
Mukiga afanana mpanga 😊
Wawwwwww mula is so honest i liked that ❤i wish I get mula like that one
Naye mukiga nawe omuntu newaaba wakwagala obuza appetite 😂
Okitegera 😂😂😂😂😂
Hamza nno yandiba nga true soul mate wa Fiina😂
Hamza & Fiina must shine😂😅😂😅
Guno gu fina gumwagalako sente 😂😂😂
@@NamususwaShadia-l3i Hamza anaamulogera mu ssente ze amwagale🤣
Kano akazanyo kanyuma naye kabulumi boi😢😢
Musibyeyo mutya no munasonyiwa okulwawo nayenga obubaka bwatuse mubude😂😂😂
Naye banaye fina kale otamma
Taata Fiina asale ku kibanja atunde awerere omusege😢😢😢 bambi
@@HopeNalubega agenda kubela minister wenkya hahaha 😂😂😂😂
@babiryefaimafaima bwaliba akyusiza mu neeyisa🤣
Ensobi yiye butalambula ku somero
@madinahsulayman8739 oli mutuufu mukwano
Nkugabwe
But this mukiga seems to be shabby even in his real life 😂😂😂as in mukyafu kyafu😤😤
Mukyafu wamulaba luli ku Christmas ngabwolaba bwayambade nga olemwa 😅
@@JamelaJamela-ti3lk 😂😂😂ate omuntu omukyafu tabula 😂😂oba omulaba
🫣🫣🫣🫣🫣
Oba ani yayiya costume yamukiga 😂😂😂ate alabika Nabbanja yeyamukolako akavuyo i mean violence 😂😂😂
😅😅😅😅😅😅
Ku kya costume kyo yamuwalana mu 😂😂😂😂😂
@@chrisshaq9890 olunaku lweyamakyinga ko nakambalo luli lumu 😄🤣lweyebaliza compuni ya nomi okukola ebisosonkole byebatabulilamu teargas 🤣🤣
@@MuwanguziSolomon-ok1ox konka mukama ate nga nekwolwo engoye zalimu ebituli ebikompola byaziyitamu 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Taata phina ne ma'am phina Bambi mwetegera
Love 😍 Kigali Rwanda 🇷🇼❤️
can't wait for next part walai 😂 😂
Kazi kiiwa sente zaweddewo kati phiina afunnye omulala taata we atuunda bibangya😢😢mbu asome taata phiina oli musobya nnyo obutalambula ku somero😢
Okitegeera,imagine bursar akubye essimu abanje fees,nga omwana tasoma
Thanks mk trinity for making my day in saudi
Aslam alaikum warahumaturahi wabarakatuh ❤❤❤❤
Enswera yokumugugu nay phina😄😄😄😄
Am team mukiga no retreat no surrender 😂😂
Nkugabye mukiga yeripa kubane😂😂
Fina kale singa adamu kumagezi nokwasaganya emisomo 🧏🧏 kuba abazadde batuse nokuwayo etaka kululwo 😢😢😢😢
😢
Bojo nainywe at least mutuwe bubiri mu week
Kyoka me and Aminah tuli tuti 🫂🫶🤞🤞🤞🤞 tetusobola kwekyawa since 2018 till now newaba Boyfriend tasobola kutwawula much love bestie N.Aminah .M❤❤❤❤
Phina first kwow that ( ARVS) is no longer there 😂😂😂
Mukiga yelipa banange😂😂😂😂
Mukyala Dickson webereremu🎉🎉
Naye fina and hadijah your days are numbered
Mula ❤❤thanks
Good afternoon badear banange who else miss nambaja and mpanga like me
Woleka mwana gwe nze ndiwano munange
Team Saudi Arabia gather
Hamza omukwano gugenda kubbisa phina anunule piki ya kiiwa ate mula thank you 👍👍
Head master kawedemu daaa
Good morning br and sis ❤❤❤❤❤❤❤❤
Headmaster kawedemu daa, we need such In-laws
Cheers 🥂 to us who watch from episode one to ten non stop nanti we can’t watch one episode just😂😂
Mulamu tulako ewuuwo😂😂va ku nsolo ya brother wo😂😂😂😂
Am team mwanyina DIC 😂😂😂 bursar zukuuka oli NE co-wife wo naye tokimanyi mkn kyabulabe no😢agasajja banange
Kyemanyi fiina alina kyabala ku hamza 😂😂😂
Okitegera
Naye maama Fina ezo buliti zona zakyi mwe abantu abasatu 😂😂😂
Taata Phinah one day ogenda kufaa pressure bakuziikee bambi😢😢Naye Phinah katonda talikusonyiwaa
😂😂ka babbe mukiga😂😂😂ku lwa kiwa 😊naye fiina!!!
😊
Team Saudi Arabia much love ❤️ ❤❤
Maama finally okozebulungi
Mukiga yesobola 😂😂😂xoka nga tasobola kweffako 😝😝
Fiina owedde😂😂😂
Banayw, mula abikoze😂😂musaja mukulu awedde❤
Mula atutasa kusabenzi 😅😅
Wabula mulumya boi
Morning everyone no 13💃💃
Trinity next part
Good afternoon everybody team hadijjah and fina ❤❤❤❤❤😂
Wabu mr Dikc kyokola mukyalawo oja kisasulila
Bannange phinah olemwa kati ate atandise kukuula basajja naye mutuwe nabbanja ne mpanga am kisekka Silvester from masaka city thanks for the movie
Good morning all ba dear
Anti bamulamu abefula abalungi muba nolugambo😂😂😂
Amuza tosiliwala ezo sente zigendakujjayo pikyi yamusanjiwo
Good mula oba bad mula decide for me much love team ani musobya
This movie is educative ❤❤
Watching from Saudi Arabia team this year where are you we have meeting 🤝🤝
We're here 😂what are you saying
Am here
Am here
Naye fina byo abiliko ebyo kusoma abazadde tuyina enakku😢😢😢😢
😢
Mula maanyi hoooo naye maama gwe tozibirako kumugandawo
Naye bino ebintu bye mwatandika tebinyuma ebyo kutulumya 2 this extent nonono
Good morning ba mukwano ❤️
Number 1M 😮
Fiina ayagara mukiga amuwe sente aziwe kiiwa banunuleyo piki yaabwe😂😂😂😂
Happy last Friday of January 2025🎉 Jumma Mubarak 😊
Miss director mulamu alulabude😮😮😮 towakanira mbwa zabasaja
IN GOD WE TRUST THX GOD FOR THE GIFT OF LIFE BAMBI MAAMA FINA NE TAATA FINA MULABYE BANANGE 😂FINA MUYAYU
Nice Mula 😮😊
Naye mwe ono omukiga aseesa😅
Naye okimanyi mu film 🎥 eno yasinga okunyumira 😂 mwana gwe
I love this movie naye mulwayo nyooooo
Kalungi naye mama mulumwa
Okitegela ❤😅
Maama fina amagezi gaze😂😂😂😂Teri kutunda kibanja lwa fina😢😢😢
Gd morning badear
Mula nawe oyo simukozi mujja wange 🤣🤣🤣 Direct kawedemu daa
I can't wait for the next part 😂😂
Every woman deserves in-law like u
Wawo this mulamu is so wonderful 🎉❤❤❤😊