OKUKUUMA AMATA: Waliwo abalunzi b’e Kiboga abafunye amasannyalaze g’enjuba

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 25 май 2024
  • Minisitule y’amasannyalazze n’obugagga bw’omuttaka eduukiridde abalunzi mu distulikiti y’e Kiboga n’amasannyalaze g’enjuba gabayambeko mu kunyogoza amata gaabwe.Abalunzi mu kitundu kino bagamba nti babadde bafiirwa eby’ensuso olw’obutaba n’amasanyalaze kuddukanya byuuma ebinyogoza amata gaabwe ekigaviirako n’okugwa ebbeeyi. Amasanyalazze g’enjuba ganno gateredwa mu gombolola y’e Kaayera minisitule ng’eyambibwaako ekitongole ky’enkulakulana ekya Heifer Uganda. #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Комментарии • 4

  • @kasozimatovu5810
    @kasozimatovu5810 21 день назад

    Ezo solar panel baja ziba bazitunde

  • @nsubugamoses6900
    @nsubugamoses6900 21 день назад

    Naye govt eno amasanyallaze getukolera wano nga agwanga liyimiridde ku bulunzi it's ashame

    • @dutchymaze6315
      @dutchymaze6315 21 день назад

      Obeera uk, okimanyi nti waliyo ebitundu e uk nga tebalina power grid but solar and oil engines and no seweges? mpozzi abamu mubeera in parts of uk but never been to london city

  • @nsubugamoses6900
    @nsubugamoses6900 21 день назад

    Lwaki tuyimirira ku heifer intl musawaleko