Just kusengula bantu mukifo ate nga okirizidwa aba family police mubwangu nekukwata ppaka munda naye omuntu natta omuntu ate nga nebintu byeragga naye until now akyali bweru
Nze family ya eva yantamye oba eyatta eva yabiwunza byeyogeza nti nze ndimulokole ate byagala bwenkanya munabufunawa mukooti zabali benguzi omuntu navaayo ayagala abayambe tabasabye sente biri mukwewunza mugezeko kalipiro tumanye nti byagaana buganyi tulabe ekidako 😢😢😢😢eva tewebaka mukwano mpaka nga kiwede
Aba Family tebatukoya mbusimanyi balokore,balokole mu kii okujako okwelimba,abalokole benakuzino ngabebasinga obubi just kwemulisa mbutuli balokole,Kati mutveko temudamu kutumalila data waffe
Family ya Eva bambi mutusasile mukilize kalipilo man abikoleko Bamba fena tuli balokole naye kyino kyayita wekyilina okukoma 😢😢😢 family mwebelelemu bambi tufune justice 😢😢😢😢
Nange ndi mulokole but I would support kalipiro. Ate nze kalipiro kamale okwetereza njagala nange ntegere eyawa mwanyinaze obutwa nafa nga yali mugezi nyo and died nga bane begenda yingila s5
Iam really really sorry to say this Naye to be honest with everyone family ya late Eva etamye nyooooo era tebadamu kutwasamira coz day one kalipilo yavayo okwagala kukyala naye family mbu balokole banange tulibakowo kubitatwatagana
Kalipiiro webale kuvaayo kulaga mutima guyanba naye nsaba Family ya Eva bavve mubyokwelokosa we're all sinners buh having merciful God. Family ya Eva muzukuke nd look for Kalipiiro if u want justice otherwise wemugana temuddamu kukaaba mbu munonya justice.
Those who have been waiting kalipiro to talk about Eva's issues mbatumiddeko mubitibwa ebingi Zannal much respect 🙏 yarabbi ❤❤❤❤
👋❤❤❤
Who else left other programs and watch eva.
Am here
Me
Am here 👋 my dear the way am following this case olemwa
Am here dear
🙌🙌
Aba family ya Eva bwemunagana KALIPIRO kubayamba temudamu okutukabirire amanyi abarokole mwefula abamanyinyo katonda
😢😢😢😢 tell them
Okitegera 😢😢😢 ebye ddiini kubaali
Okitegera mkn omanyi omulokore yefula kalimba hoooo
@@NamuliJoyce-xc1zh nze bantamye tebamanyi kyebagala
Kitufu
Kalipilo the final man, family ya Eva where are you,I believe Mr Kalipilo can handle that issue
Zannel, thank you for bringing us back Mr. Kalipiroman. We had missed him..... and I just love him!!!!
Even ssabakakyi
Mama wange bweyafa wayitawo enaku nandosa ne sister wange nga atugoba nokutukuba nga mukabwe nyooo
Twesonyiwe police kalipiro yamba family eyo bambi
Gwe answer yaffe abaavu munange kubanga buli muntu yabivudemu bambi help dear
We want justice for Eva
Help us Mr kalipiro
Wabura family ya Eva temusula eno step.kubanga Ono omwami WA beeyi ate asazeewo abayambe ku bwereere.thank you ssebo
Am following this story yalaab 🙏🙏buli wamu newesituukanga
Me too 😢
Me too
Me too
Me too
Kalipilo tasa that family..😢😢😢uganda police tujesanyuwe ..ffe tukole ebyekinansi😔😌🙌🙌😒😒kalasi 🙅♀️🙅♀️
Kalipilo oyo omuwala bega
Bwaba nga kato simutemu lwaki atisatisa abantu
Just kusengula bantu mukifo ate nga okirizidwa aba family police mubwangu nekukwata ppaka munda naye omuntu natta omuntu ate nga nebintu byeragga naye until now akyali bweru
Busiru bwabaddugavu Abamu ebidiini by'abazunzi kasasiro byonna... Bawoza Yesu yesu mukifo kyokunonya amazima.... buli omu akimanyi Teri ggulu....ye nsonga lwaki Buli munadini atya okuffa naye bawunza wamma tuyambe justice for Nakirijja ❤❤❤❤
Ivan where are u go with kalipilo we need justice for Eva
True
Walai
Eeeeh🤣🤣🤣 ono lawyer mulamba kuba akubuza ebibuzo nobula ne answer entufu.
😂😂😂😂😂😂
Nze family ya eva yantamye oba eyatta eva yabiwunza byeyogeza nti nze ndimulokole ate byagala bwenkanya munabufunawa mukooti zabali benguzi omuntu navaayo ayagala abayambe tabasabye sente biri mukwewunza mugezeko kalipiro tumanye nti byagaana buganyi tulabe ekidako 😢😢😢😢eva tewebaka mukwano mpaka nga kiwede
So u believe, ugns wake up
I think we need to extend Grace to Eve's family
Bible bino ebyogerako sikiziganya nabyo mumureke awumule tewali akungula nsii ❤❤
Happiest birthday the jargnant ,the mith ,the encyclopaedia, sir Balkezer😂😂😂🎉🎉many more blessings follow your ways
Team kalipiro oyeeeeeeee plz sir kalipiro totya kintu kyona abakutitisa bakwesonyi and family ya Eva eddini mugiteke ebali plz
Aba Family tebatukoya mbusimanyi balokore,balokole mu kii okujako okwelimba,abalokole benakuzino ngabebasinga obubi just kwemulisa mbutuli balokole,Kati mutveko temudamu kutumalila data waffe
Tell them 😀
Not all dear😢
IVAN kataata kiriza ogende ne Kalipiro man🙏🙏
Kalipiro yanyinza okimara naye bwemuba mulowooza police kato wil nvr
U have even won my subscription coz of this man really this family kol kalipilo
Kalipiro tewabawo akungakanga nokutisatisa mbu bivemu,oba batufu lwaki ate batisatisa,genda mumaso omuzimu ogwogeze ani yamuta
Family mbu balokole nyooo tebasobola kubera mubyasitani, abalokole mutusobera kati bwekiba bwekityo musonyiwe Kato kubanga ediini yamwe eragira okusonyiwa
Kati tebatulekanira basilike basabe banange banyiza lwaki tebasababusabi nekigwa
😢😢😢 bali batama
Ate bave ne kusoga ze😅😅
@MASITULANABUTUWA-f5e walai 🥺🥺😭🤔🤣
Exactly , let them believe in their mulokore Yesu nti yeyatwaala Eva nekyo kigwe.
Ya Mr KALIPILO mazima kitukorereko ekya EVA,
Am number one
Ki family kya Eva kyambwa ...mbu go Galokole naye ate nga kakililiza mukulaba omuzimu gwa Eva ..
Twagala kulaba ku Kato ne Nalongo nga gagude edalu.
😢😢😢😢😢bali batama
Kati lwakyi baja mbu bagara bwenkanya?? 😢 Kati bagume kato abatugumbure bonna😅
@nakintufaridah3956 nkugambe ki 🙄
Kalipilo is very smart and is looking good
Family Ya Eva, bambi muvenyo....
Muleeme okufilwa omukisa ngunno.
Nne Eva, Anaawuumula emirembe jaali.
Thank you Mr. Kilipiro
Am number one today ❤❤
Guys let's contribute some money for kalipiro man we want justice for Eva
Family yeee balokole nyooo 😢😢
So u believe?
😂😂😂😂😂 oyagala kutuba....
Aba family basiru
Naye bambi mulina sente 😢😢 mwe kwegamba temufayo nebwebababa? Kati mugenda juziwa ani? era accountability yazo ani agenda okujubawa?
Nange mbade njagala mbaffunire ABA family eyo nange ndi mulokore naye to mach
Katusabe
Ekizibu family ya Eva nayo ennyiza beffudde abalokole oba babaloga
Kilabika Kato yabaloga
Family mutukirire kalipilo mufune obwenkanya
But when you are going don't use your c🚗rs coz your they are ful of your stickers as in kalipiro just use normal cars Bambi 🙏🙏
Hi my kalipiro ggwe gweninda bulijjo
Dia God justice for her Bambi may God keep the family strong
Anaafa talaama kalimpilo wandigeenze noyogeza omuzimu.
nojja mumawulile nga biwedde. Kati wano obanga alabula kato mbu abeele ready🙄🙄🙄 omuzimu nga gunakutta tegusoka kulabula, genda okole kubintu wabula tolabula kato😢😢
Naye family eyo bajiwunza nbu balokole gwe Ivan vayo leka bagandabo nemaama nonya kalipilo Ivan muve mumarara nafe tujabavako😢
Munange bwebakuloga otandika mbu nze nalokoka
Thanks kalipiro for the analysis u have made ,we need Justice for Eva😢😢
Kalipiro man ajja ki gusa oyo doesn't disappoint
Hello weebale kutuweeleza
Family ya Eva bambi mutusasile mukilize kalipilo man abikoleko Bamba fena tuli balokole naye kyino kyayita wekyilina okukoma 😢😢😢 family mwebelelemu bambi tufune justice 😢😢😢😢
Kalipiro njagala ozukuse omwana wange yatibwa
Nange ndi mulokole but I would support kalipiro.
Ate nze kalipiro kamale okwetereza njagala nange ntegere eyawa mwanyinaze obutwa nafa nga yali mugezi nyo and died nga bane begenda yingila s5
Oh sorry dear 😢 MHSRIP
Bambi nga kitalo.. May his rest in peace.
Sorry
Wabula webagana okola kino tebada ku media otukabilira
Nze nakabada kalipiro okutuyamba kuba police eganye okuyingira munsonga Eno ate family ya Eva kasita mugana temudamu otuwoganira period 👌
Taata tutase twagala kumanya Eva yafaki😢😢
Olumutuffu nange samba bamutwale tuffune obwekanya
Thank you mr.karipiro bambi
Help bambi Mr kalipiro please justice for Eva bambi 😢
Mr kalipiloman tuyambe buyambi omuzimu gwa eva gutuge butuzi family yakato naye ekitali ekyo obwenkanya myeeeee. Jukila koti tewuliza mizimu nebwegunayogerela kumulamuzi. So eva yayina okubekorelako atugebatuge. Orwedde ekitufu kili mugilasi. Rip bambi Eva
Walayi walayi 😢😢😢thanks
Bambi thanks
Tulagileko bwerere olabe abantu webakunonya kalipilo pliz
Iam really really sorry to say this Naye to be honest with everyone family ya late Eva etamye nyooooo era tebadamu kutwasamira coz day one kalipilo yavayo okwagala kukyala naye family mbu balokole banange tulibakowo kubitatwatagana
Bambi help for Eva mr kalipiro
Ne taata wa Eva mulokole lwaki tagenda naye, maama kino kiyamba gwe kuba tojja kufuna mirembe nga tofunye bwe nkanya,mutule nga family
kalipiro yagamba daa family naye tebafayo police ne government tewali agenda kubayamba 😢😢
Nze manyi nti ne katonda ayamba yeyamba😢😢😢😢😢
Welcome back Mr Kalipilo
Wabula abakazi bagala sente naye sikiwa ntiwaliwo akiliza sente za kalipilo 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
😂😂😂😂😂Omukazi yamuSulila omwana😂 naduka 😂😂😂
Alina omukyala na baana mkn
Nga lwaki nedda?!
😂Mukyala olugambo mere ya mwoyo naye tebabikutuuzeemu?😂😢@@nakintufaridah3956
Thank u so much u man.
Kato bwaba okozesa Ssente , banange kalipiro atuyambe azukuse omuzumu gumutambulireko gumumaleko emirembe😏😏😏
Let the family go off camera beyambe kuba
Walai Sb4 kwatagana ne kalipilo oyogere na mukade akilize kalipilo atuyambe kino nakyo kivewo .tukakane emitima
Nae kati family ya Eva yenyiiza kalipiro tabanamuliisa yadde ate yewadeyo okubayaamba mbu balokolere😢😢😢😢😢😢kati bintamye
Olaba omuntu ne wafira mu transit era tebamukomwe mangu awo...
Kulikayo mukwano mukama akukulembele
Ogwa Gloria gwenalaba ogwatukira munaku santu okuba e Dubai
Kalipiro eva bwayogera tusaba omuzimu gwe gutuge bona abari mudiru yamba
Bannange kika....!!!
In pastor Bujjingo's voice 😂 gutumbule buli eyali mudiiru
Family let us try this. Please 🙏
Family muveeyo kumusango ya kalipro. We need justice for Evelyn
Kale wulira omukisa nga gunno family ya eva where are u mwanguwe mufune obuyambi police tejja bayamba kato ne family ye betaaga kusula dalu
Big up kalipiro ❤❤❤❤❤
Banange SB4 kino tuyambe baganda ba Eva ba contacting Kalipiro.
Family ya Eva muleke kalipiro atuyambe muja kwenenya katonda asonyiwa naye tunonya kituufu because we need okujawo abantu abakyamu
That was not her sister,she mighty have been on the killers side because you hard they only had eva.
Why can't they make the accused confess? That would be the best solution otherwise justice for Evelyn
Kalipiiro webale kuvaayo kulaga mutima guyanba naye nsaba Family ya Eva bavve mubyokwelokosa we're all sinners buh having merciful God. Family ya Eva muzukuke nd look for Kalipiiro if u want justice otherwise wemugana temuddamu kukaaba mbu munonya justice.
Kilage kikole ssebo
Abo balabika bambega ba kato
Bambi moureen accept this man take a step u never know. We shall repent after and he is always merciful GOD
We ve been supportive but mumalamu amanyi momo
Ono siye Moreen muganda wa eve dear ono mulala@@PeaceKatushabe-dw8zb
@@nakatoshanitah2956moreen buli kimu Kiba kyagugezzaako police tegenda kubayamba kuba singa yabayamba daaa naye guno omukisa bweguyitawo awo simanyi oba Eva nafuna justice bambi
Brother do it we want justice for Eva
Oyo omuwala kilabikka naye aliko odogo kyakolera kalipiro live 😢😢😢😢
Banange bona alabika baabaloga mbu balokole
Wama jaci u a right let's contribute 😊
Aba family ya Eva tebali serious 4sure balikukimu bakwate kato
Oyo omuwala kato yeyali amusindise nga weyasindika consellor
Nange nakitegera nti ki consellor kisindike
Alimba Alimba 😮!
Thanks kalipilo for the gd heart
Bamusalako amattu ayinza obutawulira🦻🦻🤔
Wewaba waliyo omuntuyena amanyi jebazika Eva atuyambe atwateyo kalipilo ekyo nakyo kigwe
Kalipilo mumutwale ne mama wa Eva nemwanyina wa Eva mubatwale tumanye ekyatta Eva
Ekinyiza aba family bagala kumanya mazima n'obwenkanya naye ate befuula nti bebasookawo eddiini nze bantamye wabula bwebigaana tebaddamu kutukabirira basirikire jebali ate awo tuba tutegedde nti nabo balina omukono munfa y'omuntu wabwe😢
Kyalibade.kirungi Kalipiro.Man nasitula.omuzimu gwa Eva negwogerera ku.Kato
Nga buli wagenda.buli wadda.nga
Eva ayogera ku.kato.
Karipiro look 4 sb4 will take u there, we justice ⚖️
But why do sb4 and the family look for him they are the 1 need justice and they are on media
Balokole