MPEWO ZEWAMWE. BY BARNELY UG. New song 2024uganda
HTML-код
- Опубликовано: 21 янв 2025
- Mpewo zewamwe by barnely Uganda. #youtube
#youtube
Produced by kaysam kumapeesa.
Switch records
Writer. Barnely Uganda.
Street lyfe music.
MPEWO ZEWAMWE LYRICS
INTRO
Ruuu street lyfe music, shooo hmm I once told you that one day njakubakuba engoma eziwunya, heee call me barnely Uganda 1-2-A-2 dancehall king straight, hee kaysam kumapeesa,switch records, uhmm bino sinze mbyogera, hee mpewo zeezogera shooo
CHORUS
Tolina musajja akwana gwovuma (ezo omanya mpewo zewamwe)
Lwoyozeza engoye enkuba lwetonya ( ezo omanya mpewo zewamwe)
Afande bwonsanga nina byenywa tonsiba ( ezo omanya mpewo zewaffe)
Okola bunyama, amanyi geekyisajja tolina (ezo omanya mpewo zewamwe)
VERSE 1
Osula mubaala, ojikuba daily naye ate negwonywa bagulira mugulire, olimuvubuka bakuwasa onyiga nemele, bwomala ofumba noyooza noobupale, filter zaakyi? Obubi wasikila busikile? Kiliza otulage ku lususu lwekyikere, empewo yobwenzi ajilina kayeyagale, anti ajilina ye talya mukene daily, tuyambe tojamu ngato zo tulemya mele, empewo zebigere byamwe zikuba kelele, gwe omuntu noolinda taata affe omusikire, kale bwotaba kawuuta oli kyikulekule.
CHORUS 2
VERSE 2
Abaana baakuno baakufugira kumiggo sister oli mu kyiggo wajawa olubuto, mwe abakubwa emindi ffe nga tetubagambako? Bwemulaba anyooka mbu ago gayaaye gaakuno, naye nga mazima muko obubira otya mwanyoko? Bamutokota owoza tomukwatako, kyi mulya amaji ngaate baana baawankoko nga gwe boozade owoza tobagamba, oyagala owangaala kyoka ate emyaka jikuyombya, omukyaala agamba kunaabako omusamba, tolina nyash ekyo newamwe bakugamba kyoka akukwana bwakuwanawana bwokabigura.
CHORUS 3
VERSE 3
some people demno just no like wi just because
Demnah afi tyme fi seaze dem cyan tap bada we
Mi cyan fight Do whola dem a mi fambly
Mi born duppy conquer so you can’t stop barnely. Gwe oli awo okukuta olinda nyimbe namikolo, omukwano gwo gwamubusiko nabiyigo simanya gwe nakasabuni mwata mukago? Mpulira muwaana mbu teli gwekasaba bikoko.
Maama fina bujingo oba chali wamwe ( mugambe ku mpewo zeewabwe)
Bobi weebale ensonga zeewamwe ( oyo yaakola empewo zeewabwe )
Naye Bebe yakola ebyeewabwe oyo?? ( haaa ebyewabwe )
Dr chameleon tugobe mugobe, ( tumugambe kumpewo zeewabwe )
Street lyfe twaakola ebyeewaffe, ( teetusaaga nampewo zeewaffe )
Naye muzei afugga alina ebyeewabwe oyo????????????
THE END
ARTIST. BARNELY UGANDA
PRODUCER. KAYSAM KUMAPEESA
STUDIO. SWITCH RECORDS
WRITER. BARNELY UGANDA
RECORD LABLE. STREET LYFE MUSIC
#music @subscribers
Barnely Ug www.google.com...