Banange bikyi bino,after 1000 years,sibitegela nakubitegela, naaye ne Court ya kisekwa kati naayo mayiga yajiwamba,kabaka were are you,we need our clan leader owe fumbe 😢
I don't see people blaming president Museveni for these divisions. You have been claiming that he has been fueling different divisions in social groups. I want to see him blamed here.
😂😂😂anti mu kika wewabawo obutakanya nga bagenda mu Court ya Kisekwa e Mengo bwebamala okugusala newabawa atakiliziganyiza nga ate bajulira kugenda wa Kabaka yasalawo enkomerede
Ewa Museveni ne Namibia bagendayo mu 2017?
Thanks ntv
😂mukulikeyo mu statehouse
Banange bikyi bino,after 1000 years,sibitegela nakubitegela, naaye ne Court ya kisekwa kati naayo mayiga yajiwamba,kabaka were are you,we need our clan leader owe fumbe 😢
Mukama ekitibwe no buyinza bibyo
President mundu zezimulonda sebo,ate yogera kubya buganda so si uganda
McKenzie Lane
Nze nabadde ndowoza kyawedde. Kati ani mutuufu ani mukyaamu mu musango guno 😢😢😢😢
Banange temutekamu byabufuzi mu mu nono za Buganda 😢😢. Bino bitutwala luddawa nga abaganda 😢😢😢😢
Mukulikeeyo e Namibia😂😂😂😂
nabo bakyimanyi nti baakola kivve okugenda ewa museven okusaba sente 😂
Ewa kabaka baagendayo 2017 ..
Nze Nsaba Omukulu Mbirozakya'Tolemelako.Tabula yalese Engombo Nanyini Kakomo Wakakusabila'Osawobusi Mukono Natwala gasiyawe!!Bino,Ebiteala Nobulamu kati.Byesonyiwe.
The problem is that the omutaka walusimbi talked too much yet he had already disobeyed Kabaka several times.
Kati bano aba team Mbirozankya baffu nnyo. Olaba baleeta nti M7 mukulu wa mutuba....Nnono ya Buganda tekiriyo.
mwakunama tewali asemberela bosco naamaririza mirembe i also suggest nti bakugobe
Naye Okubela'Omukulu Wekika Kyigasaki?Kuguno Omulembe Gwa Mayiga?Atakyusibwa!!
Nkugambye tekyali kigenda mu maso nga kya nsa 😢
Mbirozankya talina mulamwa. Kooti yebale
Mbiro nga alabye kasiita yalinyq emyonyi
Okumala emyaka 1000, you guys be serious.temututwala mu bya tabula owe ndiga
Olson Station
Ssabasajja yagamba nti Kabaka alina obuyinza okudibwa enkola yonna kumulembe gwe
Bilinga Byakulyamu Piow Munyimbe,nambuuzi.Nze bwendaba!!Kati labila Kubendiga,Gwebatta,Neyatisa,Bonna tekili Mutaka'Aliwo!
M7 kati wa mutuba?😮
Obwakabaka buteberezebwa okuba mu myaka 900 kati olukumi lwaweradi. Banange emivuyo givudde emyaka 1000 emabega ,sibitegedde. Naye nga mukyo okugendda ewa museveni yali nsobi, kubanga tabangako mutakka was Buganda
All that confusion started with colonialism
M7 ogira onyweeza kuba kilabika entebbe ewooma
Museveni omunyaranda yafuka di omukulu we kika kye nte
Kyenkana e Bika byonna birina ebizibu bino, ebimu kati byeyawuddemu.
Obulumpanya n'obubbi butandise nammwe okubaluma abe Mengo. Wabula gasajja ge Mengo gabbi
Ku myaka 1000
Wabula mutunze ettakka lyekika mbwa mwe
Gwe ki Mbiro zankya oli mazi tuviire
Ndowooza kisekwa enetera okuzuula nebya........ Anti kale Buganda olowoza ,,,,,,
Mbu ssebo M7 jjajja wa mutuba mubuganda,,eeeee abaganda tubaddeki???? Mbu abaganda ssebo bebeloonda M7
Mbu wa mutuba mukika kyente!
Sikutegedde dear
Ono naye atulekemu e court jotesiga wagendamu yaki era bulijo olindaki ogiwakanya wasiwuuka nempisa tokyasaana kilira kikka kyonna
😂😂😂😂
Mayega mujamuwulira ajja bagoba mwena okujako kabaka yeka
Mayiga ye yawaba omusango oba obadde toyagala ggusalwe??? Myaka 7 nga omusango gguli mu kooti, e Namibia oba ewa Museveni bagendayo mu 2017?
Omanyi bewuunza@@andrewlugemwa3125
Mayiga mufere. He must step down
Wulira ono wanyumya nonsense mbu M7alina Entebbe e Mengo mbu Abaganda bebamulonda bisajja mwe banange
Bino ebintu birimu okulya
Bulijjo Mu7 mwebyetololera kati ate kweyongedeko Mayega!!
Naye webaba bakujeko akakomo akatali kako lwaki ojulira banange tewali kyemulitwara muntana
Ani eyaliwo kumyaka kikumi mayiga oli mubbi nyo
Kitooke nga atunula nga abaferesuuti😅
Banange obuvuuyo katikiiro yabuletta awo e mengo😢
Entegelayo ebusibwabusibwa
@@ngandajanat4965 bambi tonjasamira make your own comment eyange jiveeko era nzijaako nagamwa
@@nakimariam1042 😂😂😂😂Kati typing okuyise kwogela 😂😂😂 singa obade toyagala tujilabe U would have make it private 😂😂😂 mind you this is not Ur page 🤣🤣🤣
@@ngandajanat4965 nze kasita nkugambye nti nzijaako agamwa
Katikiro wa Ffumbe??? Abazzukulu bagenda mu kooti 2017 mbu ate e mivvuyo Katikiro yagileeta!!!!
Abaganda mulina okuzukuka bino byona bikolebwa kubawulamu nakubakyayisa buwanga
😂😂😂baganda are wheelbarrow pushers in this NRM REGIME BECAUSE THIS IS M7 AT WORK
I don't see people blaming president Museveni for these divisions.
You have been claiming that he has been fueling different divisions in social groups.
I want to see him blamed here.
He's behind the arrest of these ministers who travelled to NAMIBIA when the kabaka was admitted there...
Okulwawo okusala emisango eggyo kikyamu
Tumbavu ani yalonda museveni oyo kyewagula ssebo ariwo kutta abaganda asobore okufuga Uganda 🇺🇬
Wewumuzeko sebo
Banange abwo bukulu bwekika bwansikirano kati bwafuuse bwa mu kooti kusalibwawo
Kyemugamba emyaka 1000 baani ababadewo ebanga eryo lyona 😂😂😂
😂😂
😂😂😂anti mu kika wewabawo obutakanya nga bagenda mu Court ya Kisekwa e Mengo bwebamala okugusala newabawa atakiliziganyiza nga ate bajulira kugenda wa Kabaka yasalawo enkomerede