Omusajja asse eyamusigulidde omukazi ku Ssekukkulu

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 26 дек 2024

Комментарии •

  • @NanaNana2024-i5t
    @NanaNana2024-i5t 16 часов назад +11

    Omusaayi gwa yesu gubikke ku bantu nentisaye

  • @apollossemakula50
    @apollossemakula50 18 часов назад +20

    Abasajja Mujje Ensigo Zamwe Ku Bakazi Abafumbo

  • @joankatongole7585
    @joankatongole7585 16 часов назад +7

    Imagine okutta musajja muno olwo kikazi kyo ekyenzi ekitakuwa kitibwa ekyendera mumakago. Ndowooza Kati love egenda kweyongera nga akitegedde nti oli mutemu

    • @julietjuliet2533
      @julietjuliet2533 6 часов назад +1

      Abantu abasinga balowooza nga baana bato.

  • @MwagaleZaina
    @MwagaleZaina 18 часов назад +7

    Abazade mwegendeleze amanya gemutuma abaana olumu galondola

  • @ankundabecky7105
    @ankundabecky7105 18 часов назад +4

    Kitalo 😭😭😭😭 omwoyo gwe guwumule mirembe amiina 🙏

  • @Akampurirasusan
    @Akampurirasusan 19 часов назад +6

    Naye lwakyi mwenda kunakunkulu😢

    • @zziwamubaraka2872
      @zziwamubaraka2872 17 часов назад +1

      Mukwano tuyambe ffe ebenzi otuburire olunaku olutuffu okwenderako😂😂😂😂😂😂

    • @kyeyuneibrahim8998
      @kyeyuneibrahim8998 16 часов назад

      Nayenga owuliriza egulire

  • @NamugeereFatumah
    @NamugeereFatumah 13 часов назад +2

    Naye banange bwotunulila akantu akasa muno nawe oryako nolekawo ogutali munyo nti baguyodeko negugwawo nga ekikusamuno kyeki😢😢 omukazi mugobe siyemugalanda wabakazi kitalo nyo😢😢😢

  • @kasozimatovu5810
    @kasozimatovu5810 18 часов назад +5

    Obwo busilu abasaja bakyalwanira nebatuka no kweta olwo mukazi???

  • @nayigamariam2310
    @nayigamariam2310 15 часов назад +2

    Okuta omuntu sikyekikuru katinawe obulamubwo obuzise kyoka ye omukazi agendasigala nga alyabutala basajja mwe mweddeko mwekakanye rip 😢😢😢

  • @Nndibogezalydia
    @Nndibogezalydia 16 часов назад +2

    Sorry Bambi Rlp 😢😢😢😢😢

  • @oliveuganda9055
    @oliveuganda9055 3 часа назад

    Kitalo nyo banange 😢 naye waliwo ensonga etakutisa muno , Kati omuse omuleseza abaana be ne mukazi we ate gwe ogenda mukomera Kati ofunyemuki ???😢😢

  • @PeterSsali-z5y
    @PeterSsali-z5y 18 часов назад +2

    Nze sijaganya nakunkulu gasiya mwelele

    • @nakibirangoaisha511
      @nakibirangoaisha511 18 часов назад +1

      You're like me brother

    • @PeterSsali-z5y
      @PeterSsali-z5y 18 часов назад +1

      @nakibirangoaisha511 mkn nze bulilukya luba luku jendi naye ebyo nze sibitegela

  • @GeorgeNuwagaba
    @GeorgeNuwagaba 18 часов назад +4

    Omuntu alabye ffena bwetuli abakazi bafusse ba ndibassa

  • @NaluwembaAnnet
    @NaluwembaAnnet 17 часов назад +1

    Kitalo nyoo banange😭😭😭😭😭😭

  • @musokehenry113
    @musokehenry113 6 часов назад

    Oyo omusajja bamutte nayeee 😮😮😮

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 14 часов назад +1

    Mukama watukweka emitima.

  • @NankundaSharon-rf2ow
    @NankundaSharon-rf2ow 12 часов назад +1

    Naye banange mukama tusasire.orunaku rwo kwebakorera obwenzi,obusi

  • @bunjo8734
    @bunjo8734 18 часов назад +1

    😢😢😢😢

  • @nkumbihehe1679
    @nkumbihehe1679 10 часов назад

    Such incidents are so common in Mityana. Eekyo sikipya.
    Sekiwuunga yali amanyi bulungi ekiyinza omutuukako.

  • @MusokeBenson
    @MusokeBenson 18 часов назад +1

    Rip bambi

  • @ritalukoowe5139
    @ritalukoowe5139 18 часов назад +1

    Imagine

  • @EmmaBalisanuka
    @EmmaBalisanuka 17 часов назад +1

    That is stupid 😢

  • @MusuboAziz-di6ry
    @MusuboAziz-di6ry 15 часов назад +1

    Sorry

  • @musisijohn5016
    @musisijohn5016 7 часов назад

    Naye bakazi mwe lwaki temuva ku bwenzi ate nemusigala mumaka g'abasajja ngamwegirisa,omuntu natuuka n'okutta mukwano gwe ! katino mulinde abasajja bajja kutandiika okubakolako ebikyamu anti temuwulirira.Omuntu bwoba tokya mwagala muviire ogende ate walala dala.

  • @jobvincent178
    @jobvincent178 18 часов назад +2

    @NTV, he deserved it, Lwaki oba oyagala omukazi omufumbo, balyoose nebamutta gacya, omukazi talabikika, ate mwe mwasama nange nkuta

    • @joankatongole7585
      @joankatongole7585 16 часов назад +1

      Leka nawe atte totulaga busilu bwo😅. Lwaki oba tottamu kimalaya kyo mukaziwo ekyendera mumakago nga kikimanyi nti kifumbo. Mbu omukazi talabililika😂

  • @mrrukundoamonjunior
    @mrrukundoamonjunior 3 часа назад

    Kibi okutwalira amatekka mu ngalo kubanga, ogenda kusibibwa mayisa oba kalabba! Munno omusse kyoka omukyala ajakufuna omwami omulala. Hmmmm

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 18 часов назад +2

    Naye nga lwaki otta muno kubano abakazi abejjenjeero😢😢😢

  • @nakimariam1042
    @nakimariam1042 17 часов назад +1

    Banange

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 14 часов назад

    Nze nsoberwa lwaki temutta bakazi bamwe tumbavu.

  • @AnishaAfrica
    @AnishaAfrica 18 часов назад +1

    🙄🙄🙄🙄🙄😔😔😔😔😔😭😭😭😭😭

  • @dianababirye5476
    @dianababirye5476 14 часов назад

    now how will he protect her in jail

  • @kawembayakobo3429
    @kawembayakobo3429 18 часов назад +2

    Tewali lunaku lusingako bikolebero NGA 25th December mu nsi yonna eg accidents etc because it has nothing to do with Jesus as his date of birth! It has pagan roots !!

  • @MukalaziHud-hf4oy
    @MukalaziHud-hf4oy 6 часов назад

    Omukazi talabilikika mwesonyiwe abakazi abafumbo

  • @kiwuulestone2179
    @kiwuulestone2179 4 часа назад

    Kati omukazi bamulese taayo

  • @MosesNakabale
    @MosesNakabale 6 часов назад

    Tewali kirumanga mukwanogwo kukwagalira mukazi banange hoo nayenze ekyo tekirintusa kuta muntu mbu kina lwamukazi wapii kyabusirunyoo

  • @GeorgeNuwagaba
    @GeorgeNuwagaba 18 часов назад +2

    Kale mufumbo naye ayagala mufumbo munne biki ebyo kabamutte

  • @NankundaSharon-rf2ow
    @NankundaSharon-rf2ow 12 часов назад

    Abagaratiya 7-19 kubanga kyenjagara ekirungi sikikora naye kyesagara ekibi kyenkora

  • @Wizjoytrouble1300
    @Wizjoytrouble1300 6 часов назад

    Yalyose namuta kubanga abemikwano bazinanyo bakazi baffe kati tute bate

  • @mutebisam
    @mutebisam 17 часов назад

    Bannange bak'abasajja lumbe naye tebaviikako😮😮😮

    • @NALONGO-q3r
      @NALONGO-q3r 15 часов назад

      😂😂😂😂😂😂😂

    • @kemanna1363
      @kemanna1363 15 часов назад

      Lumbe naye what?😅😅

    • @HoTt-i9d
      @HoTt-i9d 15 часов назад

      Haa haaaa

    • @HoTt-i9d
      @HoTt-i9d 15 часов назад

      Anti tebakkutika tolya kamatira

  • @MunnansiUG
    @MunnansiUG 19 часов назад +1

    Bafilawala

  • @matsiko1
    @matsiko1 2 часа назад

    Obweenzi

  • @NaddambaAisha
    @NaddambaAisha 25 минут назад

    Tusiiba tubagamba nti entaana yomusiguze tekuba luggi ndowooza mukirabye, MHSRIP

  • @tonnysennyingo2444
    @tonnysennyingo2444 15 часов назад +1

    Mky.Mugerwa mpozzi naye Basudde yamufuna ku Ssekukkulu!

  • @AnishaAfrica
    @AnishaAfrica 18 часов назад

    😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢

  • @ritalukoowe5139
    @ritalukoowe5139 18 часов назад

    Bakilunga and Sekilwunga are all bad names, 👀 what happened

    • @lukianamuli6903
      @lukianamuli6903 18 часов назад

      Bwoleka oba bano beddiraki banange😂😂

  • @SUlainaKauma
    @SUlainaKauma 7 часов назад

    😢😢😢😢😢😢😢

  • @julietjuliet2533
    @julietjuliet2533 6 часов назад

    Naye yandigenze nayenda ku womusiguze nekyigwa.