Atoti - Fixon Magna (Official Audio)

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 13 сен 2024
  • Follow on all Media/Music platforms @FIXON MAGNA
    📞 +256 763 938 511
    ©️FIXON MAGNA
    LYRICS
    Fixon Magna
    Omutima nagutunda bampaamu da sente (Are you ok?)
    Feeling zakubwa amasanyalaze munaye
    Atoti
    Killa beat engoma gyisensebule otii
    Abawala bakuyita wanjawulo otii
    Ronnie da don bamuyita wa illuminati
    Killa eeiiih Killa (Real Vibe)
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    (No Doubt)
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    Peter yagwa mu mukwano nemuganda wa Daga
    Yamwagala nyo ngera yamukwatira bag
    Teyalina sente so yamusa zi hug
    Wamusaba ezenvili nga amuwawo ka hug
    Lwali lwakuna ladies’ night ekololo
    Peter abaka essimu to give baby a call
    Bamuteka mu hold weyagyikuba kwolwo
    Nalowoza byamuzanyo nadamu agyikubeko
    Baby yagya nomuyaye ngalina dollar
    Mukigato kya Gucci ne bi bling mu collar
    Peter yalengera mukyala we bweyemola
    Nasituka mbu abalabise, Bouncer nayola
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    Wakuyamba nakuyagala, ng’olwo muguma
    Womusaba password yessimu nga bikoma
    Nakuleka obwomu nebutandika okukuluma
    Olwo ebyamapenzi notandika okubyevuma
    Wama eyakowa love gyangu tuzine nyonoka
    Stress twazikowa twagulayo ne moloka
    Neyamenya omutima wuli yekaza asituka
    Ne appetite ezina embuze kati mbula tulika
    Omutima nagutunda bampaamu da sente
    Feeling zakubwa amasanyalaze munaye
    Nagezako nebigaana konze Owaaye
    Kambeleko single if we die we die.
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    Atoti
    Killa beat engoma gyisensebule otii
    Abawala bakuyita wanjawulo otii
    Ronnie da don bamuyita wa illuminati
    Killa eeiiih Killa
    Twalyako byetwalya
    Mwe ba Musayi muto you don’t matter
    Siyefe your father, mother, uncle oba blaza.
    Wama eyakowa love gyangu tuzine nyonoka
    Stress twazikowa twagulayo ne moloka
    Neyamenya omutima wuli yekaza asituka
    Ne appetite ezina embuze kati mbula tulika
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    Okugwa mu love wakili ngwamu mu motoka (Atoti)
    Abanjagala mulina enaku mugya kutuka
    (Eeeeeh)
    Stress twazikowa kati tusula America
    Wama abalina sente mugye tuzine nyonoka
    Mastercard, Hinterland
    Mukubaaa
    #fixonmagna #atoti

Комментарии • 160