Ebirooto Namakulu Gaabyo Part 21 OKuvunula Ebirooto Okuloota

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 11 авг 2021
  • Ebirooto Namakulu Gaabyo Part 21 OKuvunula Ebirooto Okuloota
    Join this channel to get access to perks:
    / @manyabinomusawomercy

Комментарии • 302

  • @blessedamooti1371
    @blessedamooti1371 2 года назад +10

    I feel like going to sleep so as I dream more 🤔dreams are real, I appreciate u dia

  • @safinamohammed6421
    @safinamohammed6421 2 года назад

    THANKS MUSAWO MARCYE NZE NALWOSE NGE EKISWA KISSAZE

  • @kasajjafena9720
    @kasajjafena9720 2 года назад +1

    Musawo mpitiridde okuloota abantu abanene museveni ngambuza kyenjagala ankolere ,kabaka nga twekubya selfie, Bobi ngaanywa amàzzi ewaffe ewaka nganyumya ne maama wange ngabasanyufu naye nga nze muleese .nga ate sagala byabufuzi nze.njagala genda bweru

  • @mugishaea5717
    @mugishaea5717 Год назад

    Amen God bless you dear thanks for everything 🙏

  • @ananiousthebrave4442
    @ananiousthebrave4442 2 года назад

    Morning musawo mercy thank you very much you are the best in this

  • @nabiryokevin7570
    @nabiryokevin7570 2 года назад +3

    Mng sweet musawo I love u dear

    • @tahiasulaiman4465
      @tahiasulaiman4465 2 года назад +1

      Musawo good morning how are you I love you so much

    • @tahiasulaiman4465
      @tahiasulaiman4465 2 года назад

      Musawo nze nalose nga ndi ne sister wange nange wetuli munyumba nga tuli ne bobiwine nagamba nti sigenda kulaba bantu njagala kusoka kulaba sisterwo muyi Musawo ecyo cyitegezza cyiii?

  • @sadinahamed331
    @sadinahamed331 2 года назад +3

    Hello, everyone here... LOVE you musawo Mercy nice weekend to you all be protected

  • @sophikateregga3982
    @sophikateregga3982 2 года назад

    Ameen Ameen yaa rabbi

  • @mosesali5132
    @mosesali5132 2 года назад +2

    Ohhh musawo Marcy wange,nsanyuse okulaba..mba nkulindilila nga mbaga.luv you n thanks for the tireless efforts n time u invest in this.

  • @kibiraandrew6630
    @kibiraandrew6630 2 года назад

    Nyaboo nze ndi kigongo naye naye narota nga abalongo babasibye naye nga nze alina okubaatasa eraa Nakato nga anegaayilira nyoo mbatase kitegezakii nyaboo thanks allot

  • @tamaleresty2185
    @tamaleresty2185 2 года назад +3

    Thanks for the show my Dia much love from Saudi Arabia appreciate your work

  • @massyrayan9330
    @massyrayan9330 2 года назад

    Mukwano ndota negata nomuntu naye nkozentya thanks dia

  • @hamirahayat9797
    @hamirahayat9797 2 года назад +2

    Good morning my beautiful musawo mercy god bless you

    • @hamirahayat9797
      @hamirahayat9797 2 года назад +2

      Thanks so much musawo mercy

    • @hamirahayat9797
      @hamirahayat9797 2 года назад +1

      Nze ndota nyo maama wange nga angoba naye muwangula buri wendota ndotanyo maama wange nga angoba naye muwangula simanyi lwaki maama wange yanzijira

    • @hamirahayat9797
      @hamirahayat9797 2 года назад

      Nze nari e Uganda sikilooto naye naraba enjuki enyinji zaja mumuzigo gwange naye tezanuma nga abayingira munju nabo tezabaluma kitegezaki musawo mercy wange

  • @kizitokeneth8508
    @kizitokeneth8508 2 года назад

    Mukwano gwa mukyala wange yamuloose nga Ali lubuto. Kyoka nga ate talulina. Kitegezaki

  • @jovannakkazi4159
    @jovannakkazi4159 2 года назад

    Thnx mukwaano okunziramu may Allah bless you abundantly 🙏🙏🙏

  • @nickiecarol1749
    @nickiecarol1749 2 года назад

    Thanks for uploading musawo mercy wo😊🙏😊

  • @namuwayarose4164
    @namuwayarose4164 2 года назад +1

    Thank you so much Musawo Mercy mukwano God bless you 🙏🏼

  • @nanduduirene2334
    @nanduduirene2334 2 года назад

    ❤️❤️❤️❤️❤️❤️❤️🙌🙌🙌😘 thanks musawo mercy u are the best in this

  • @johnprince6503
    @johnprince6503 2 года назад

    Musawo thanks. Naloota nga nvuga emmotoka naye nga ndimu naba kazi babiri era nga omu kubbo annyambako. Naye nga nze nvuga nnyo.

  • @Am-marwadiehard
    @Am-marwadiehard 2 года назад +1

    Good morning my musawo omu bwati

  • @arinaitwesulain774
    @arinaitwesulain774 2 года назад

    Thank you so much musawo Mercy

  • @kasemiirerecheal8379
    @kasemiirerecheal8379 2 года назад

    Thanks so much mukwano blessings 🙏🙏🙏🙏

  • @nalwangaerinah4049
    @nalwangaerinah4049 2 года назад +3

    Thank you musawo mercy for the reply.

  • @hajarahnakisozi5138
    @hajarahnakisozi5138 2 года назад +2

    Thanks musawo mercy for teaching us all the tym

  • @sharifahkhan3214
    @sharifahkhan3214 2 года назад

    Thanks musawo for replying me my Allah bless you

  • @nakabambweshira7233
    @nakabambweshira7233 2 года назад +1

    Good morning musawo mercy thanks dia

  • @fathimafathims7265
    @fathimafathims7265 2 года назад

    Thank you musawo mercy 4 ur advice

  • @juilenamuwonqe6825
    @juilenamuwonqe6825 2 года назад

    Thanks our beautiful musawo

  • @alqsimalsdiiy9797
    @alqsimalsdiiy9797 2 года назад

    Musawo I have been missing you longtime 🥰🥰🥰🥰🥰ati wifi

  • @anekonakoyagwaannetannet5771
    @anekonakoyagwaannetannet5771 2 года назад +1

    Good morning musawo naloota Taata wange ngampa ombuzi nategeza gisibye kumuti nga nomuti kifananyi kyamuti kyoka Taata wange yaffa dda

  • @zaharahhannah1075
    @zaharahhannah1075 2 года назад +1

    MUSAWO MERCY NALOOTA NGA. MUKWANO GWANGE ANGABILA ENGOYE EMPYA THEN THE FALLOWING DAY NENDOOTA NGA WALI OMUKADDE ATUNDA NGOYE EMPYA NAMPITA NAGAMBA NONDEMU ENGOYE ZENJAGALA NENTANDIKA OKUZILONDA NGA OMUKADDE ALI BALI ANTUNULIDDE THEN LEERO NALOOSE NJOZEZZA UNIFORM YANGE EYA WHITE EYO MULIMU NENJANIKA KU WIRE WABWERU NENGAMBA EMAZE ENGOYE COZ OLUMU NDOTA NJAGALA KWOZA NGOYE ZIDDUGALA NAYE NGA SSIZANGE

  • @mirembedory6047
    @mirembedory6047 2 года назад +1

    Goodmrng ba super dear. It’s me and I Doryn woo.. haaahaa lv u musawo mercy❣️

  • @zalwangomariam513
    @zalwangomariam513 2 года назад

    Thanks so much we love you so much 🥰

  • @matovushamirah140
    @matovushamirah140 2 года назад +2

    Good mng m.mercy and hustlers I wish u a blessed friday🙏🙏🙏

    • @kwanimonic3021
      @kwanimonic3021 2 года назад

      Hi musawo..nze naroota nga sister wange nga murwadde nnyo munnaku entono nendoota bro wange naye nga murwadde nnyo..era be ntoota the same sister nga to rwana naabaantu betutamanyi naye nga basirikare ..netumaririza nga tutudde netussa kimu. Neba gaamba babanja maama ssente...

  • @nakazziharriet7724
    @nakazziharriet7724 2 года назад

    Amiina nyooo senga webare kutusabira mukwano

  • @phiphynakimerathanksdear2873
    @phiphynakimerathanksdear2873 2 года назад

    Amina Musaho mercy kyovoraba nkwagaranyo webare kutubererawo ai sariyutiyu onzemu

  • @nanserekojoyce3871
    @nanserekojoyce3871 2 года назад +1

    Good morning musawo mercy,naloose nga ndi nemikwano gyeyali bba wange nga bangamba mbu yawasa omukazi atunda ddoodo n'obutungulu era nenziramu nendoota nga ndi mukyalo ewaffe mu kakubo ketwayitangamu nga tugenda ku luzzi nga ndaba kubbali munsiko waliwo ebyooya by'enkoko nga byeru nendaba n'enkoko nga nfu mukwano gwange najitwala mbu yiye

  • @naturindaadrine4387
    @naturindaadrine4387 2 года назад +1

    MORNING musawo marcy be blessed dear

  • @lainaishika5853
    @lainaishika5853 2 года назад +1

    Good evening musawo mercy and the entire family

  • @titusatiku4409
    @titusatiku4409 2 года назад

    Thank for teaching

  • @ananiousthebrave4442
    @ananiousthebrave4442 2 года назад

    Hello musawo nze kuno sikulota ntela kusanga obusente obutonotono kumulyango nice day.

  • @nalwogaagnes5931
    @nalwogaagnes5931 2 года назад

    thanks you dear

  • @nabukenyamoreen8150
    @nabukenyamoreen8150 2 года назад

    Good morning dear God bless you

  • @njacinta5588
    @njacinta5588 2 года назад

    May God bless you more

  • @katendesaudah2240
    @katendesaudah2240 2 года назад

    Musawo mercy nze naloota nga omugenzi tata nga andaga ewokusima bwenasima nazikuura ekifananyi kyange nayenga bakiwanga nenkisabukulula nensangamu obupapula busatu nga babuwandiikako ñe mala nenkitwala kunyanja

  • @ezziemoize4955
    @ezziemoize4955 2 года назад

    Musawo jebalekko
    Munange Okuloota embuuzi nga nyiiingi nga ziyiatawo mukubbo nga ezili mukubbo abasajja bazitambuza bazikutte amagulu gomumaaso waguulu so nga zitambulila kumagulu abili nga zambadde engooye white and red mixed.
    Endala embuuzi nga zili kulubalazza lwaffe wetutuude...
    Naye nga zzo tezambadde....
    Kintabuude.. Amakulu gaakyo...

  • @gracenamagembe2430
    @gracenamagembe2430 2 года назад

    Thanks darling

  • @mahdinasser5701
    @mahdinasser5701 2 года назад

    Nze ndotta emeese nga nzili mukala ya green nga ziliwendi nayenga tezinuma kittegezaki musawo, good morning

  • @esthernakawule7009
    @esthernakawule7009 2 года назад

    Thx alot musawo mercy God bless u mkn

  • @katendesaudah2240
    @katendesaudah2240 2 года назад

    Good morning musawo mercy

  • @tumwebazejolly1913
    @tumwebazejolly1913 2 года назад

    Thnx dear

  • @namonorobinah9823
    @namonorobinah9823 2 года назад

    Gdafternoon musawo mercy. Thnx for aploading GBU.
    I dreamt when my father has gone mad then he snezzed his nose and he was asking for his handkachif and I gave it to him then he settled. And I gave him white shoes but they were not new. But he didn't like them. He said my son meaning my husband mbu he gave him money to buy good shoes and he asked me to take him to the market to buy good shoes. And I got up from the dream

  • @namwanjemadinah6346
    @namwanjemadinah6346 2 года назад

    Nalose nga maama wange affudde naye nga twogera namala nabula namala ate nnalabika

  • @jackiele4528
    @jackiele4528 2 года назад

    Thanx musawo mercy for replying

  • @shamimnalule7754
    @shamimnalule7754 2 года назад

    Be blessed I love so much .me I dreamt when people I don't know came with a car and too my two children and I ran after the car and it disappeared I remained there crying.

  • @senfuwamuhammad6776
    @senfuwamuhammad6776 2 года назад

    Thanx darling ...naloota nga ninye akatanda naye bwenamala nenzika naye bwenafuluma nensanga taata bweyandaba nampitako speed bweyatuse maaso olugi lweyabadde awese neluva kuggali nellugwa

  • @carolynnamubiru8727
    @carolynnamubiru8727 2 года назад +1

    GUD MORNG MY DEA AND ALL SINGLES MOTHERS ALL OVE MUKAMA ABAMPERE OMUKISA MBAGARA NNYO MUSAWO MUKAMA AKUTUKUMIRE 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏

  • @faridahkiggundu8022
    @faridahkiggundu8022 2 года назад

    Msw. Mercy webare kutusomesa era tusima naye nalota nga omusilikale angoba nemudusa nga bwempita kukasozi nempita kuluzi nenyambuka nenzigukiramu kukibina kyabaana nga kili munsiko nempita mumiti nenzigukiramu kuluzi olulala nensanga ente nenziramu nenyambuka kukasozi nganziruka nyo okufutukiramu mukubo gyenamulese era namubula teyankwata

  • @dagydeejay
    @dagydeejay 2 года назад

    Helo musawo mercy naloose nga ndi mukaboozi kekikula ne mukoozi munage naye olwamazze yebipositize ku internet nabilanga nabantu abamu beppa respect..okugeza nga jajja wange I got so sacred munage because most of the people loosed hope in mi ..so bambi musawo mercy nsaba kutegeza kitegeza zaki🙏

  • @anekonakoyagwaannetannet5771
    @anekonakoyagwaannetannet5771 2 года назад

    Good morning musawo naloose nabande tambula nesusikana jjaaja azaala Maama wange ngali ne Maama omuto ngabantude embali wekubo nabadde sitabudde nasente nekyama kunduka newoleyo kusente naye nempulila ngajjajja angabanti newetutuka ekilo tungoye akawunga enjala entuluma nesisimuka nga ekibbatu kyakono ngakisiwa

  • @bis1237
    @bis1237 2 года назад

    Thanks

  • @catherinenabaggala9864
    @catherinenabaggala9864 2 года назад

    Musawo nalose nga empungu entute wagulu mubile nensangayo omukyala nga ayanbade ebyelu nanteela omwana omuwala mulubuto lwange ne mugamba wandimpade babili kuba silina mwana muwala awo nanyongelako omulala kati awo Empungu nenkomyawo bulungi wansi

  • @nsubugadeo7310
    @nsubugadeo7310 2 года назад

    Webale kuweleza nze Nsubuga Tadeo nalonta kapa nga zingoba emunenuma

  • @nabulyarahuma6080
    @nabulyarahuma6080 2 года назад

    How are u every one? Thanx Musawo Mercy. Nalose nga enkuba etonya naye nga evamu amazzi agatukula enyo ate nga gakulukuta negakuba nga mayengo ate nga bwekuba Maama wange yabade ayimilidde kulubalaza nga bwemuyita ave munkuba nga bwangyamba tofayo.naye maama wange wali mulamu.

  • @ntongolydia8728
    @ntongolydia8728 2 года назад +1

    Helo musawo mercy okuloota nga bakuba amayinja kitegezaki bambi 🙏

  • @sophiamukisa4446
    @sophiamukisa4446 2 года назад +1

    Good morning musawo mercy
    I love 💕 you darling

  • @kizitokeneth8508
    @kizitokeneth8508 2 года назад

    Okuloota nga otyaba enku, nga obusaanso bwobugabira abantu buli gwenakawade nga akateeka wansi, era bonna tebatuute. Kitegeezaki

  • @tumwebazejolly1913
    @tumwebazejolly1913 2 года назад

    We love you

  • @nabifocaroline5456
    @nabifocaroline5456 2 года назад +2

    Good morning everyone who loves omusawo mercy may God bless everyone who loves her

  • @margaretmrs4864
    @margaretmrs4864 2 года назад

    Good afternoon musawo mercy, thx for replying me kikwano, God bless you 🙏🙏

  • @atukwaseemily5076
    @atukwaseemily5076 2 года назад +2

    Hello musawo mercy

  • @RACHEAL-ng6xd
    @RACHEAL-ng6xd Год назад

    Thax you ❤❤❤

  • @halimahqraish1301
    @halimahqraish1301 2 года назад

    Thx musawo okunzilamu love you so much ate naloose step mum wange bweyabadde yakaffa nga ampa olupapula nga kuliko amannya gaffe fena abaana batazala naye nga asoseza lyange nazako bro wange anzilako ku maama wange kyoka nga ebali kulinya lyange ataddewo elinnya lya mwana we omulenzi kyoka nze ndi eno Saudi Arabia

  • @alexandahbrex2276
    @alexandahbrex2276 2 года назад

    Ndikukyeyo naye ndoota nga ndimukuva waka ewabazade bange nga nyabade engoye empya naye weninya booda ate njivako nenzirayo ewaka

  • @amutuheirejeninah3114
    @amutuheirejeninah3114 2 года назад

    Naloota nga emisota nyinji nga bulinjendaga ganjisaga kitegezaki musawo

  • @mutonhailey5492
    @mutonhailey5492 2 года назад +1

    Good evening musawo mercy thanks very much may God bless you dear but the truth is I feel pain in my shoulder and leg but am in saudi arabia but God is on my side

    • @helinx2184
      @helinx2184 2 года назад

      If you are sick pray with kakande ministries on yu tube you will fine

  • @kazibwejames9829
    @kazibwejames9829 2 года назад

    Good morning musawo Mukazi wange yalotanga embizi emuluma engalo

  • @jescanababi6088
    @jescanababi6088 2 года назад +1

    Thanks Musawo Mercy for the show naloota nzadde baby ngali mungoye enjeru then sister wange yeyandiko nganzaala nakwata bebi namutwalira boyfriend wange Naye ngamunyivu era omwana yamugaana ngali mu suuti ya black ne banne natambula neyeyongerayo
    2.Ekirala naloota mukwano gwange ngayambadde olugoye olwebimuli ngalulungi kati nali ngenda kwambala olugoye olufanana olulwe nambogolera nangamba sisobola kwambala ngaye.....oluvanyuma najja ewaka waffe natulabako bweyatuka okugenda nemusaba muwerekereko nagaana era nasigala munaku enyiingi maama wange nanebasa kumubiri gwe nangumya nangamba tofaayo oluvanyuma nalaba mukwano gange ngabuuse ekidiba kyamazi amakyafu mulimu mukubo lyewaffe nagenda.....byebyo musawo Mercy thanks for the show

  • @ristinatinashe6323
    @ristinatinashe6323 2 года назад

    Hello dha nalota nga salila ebitoke no kulima 🙏❤️

  • @omumbejjadianah2635
    @omumbejjadianah2635 2 года назад

    Thank Musawo Mercy
    Musawo nze ndotanyo nga nyomba nabantu bemanyi Naye nga simikwano gyange naye olumu twayomba Oyo gwenali nyombanaye nannuma ekundi wenazukuka I was crying.

  • @namugenyiprosscovia473
    @namugenyiprosscovia473 2 года назад

    Nalota nga tugenze mukyalo nemugandawange twasanga maama wafe mulwadenyo nga alinga omwana omuto nga atula netutandika okumunywesa nekijiko nga tasobola kwelisa era nga tatutegera wabula nebakulu bange twabasangawo nga balimukusima ebinya ebyebitooke kyoka nga babisima mukyibanja kya neibour wabula nga maama omulwadde bamutuziza kukakutiya okulirana awo webasima ebinya

  • @HoHo-lb8xu
    @HoHo-lb8xu 2 года назад

    Musawo mercy okulota nga olaba ebisanyi nga bingi ki tegezaki am Nassiwa Gorret

  • @bibie3317
    @bibie3317 2 года назад

    Dreamt nga I have a broken tooth yet am laughing too much

  • @obuwangwanenononakanwagi7239
    @obuwangwanenononakanwagi7239 2 года назад

    Musawoo nalooooose nga nebase no omusaja nga twebase naye olwamala omusaja nakwata ebintu bye nagenda 🙂

  • @kknphones2944
    @kknphones2944 2 года назад

    Okuroota nga ozze e Uganda kitegezaki olusi nga ndi ne x wange envuga kagali

  • @dearannie4898
    @dearannie4898 2 года назад +8

    Good morning everyone have a blessed fruitful day

  • @nanyonjojulian4554
    @nanyonjojulian4554 2 года назад

    Naloose nga tudde ne maama fina kumukeka nakwata mugalo nagaba ebibyo biwedde

  • @faridahsulaimanssalongo5142
    @faridahsulaimanssalongo5142 2 года назад

    Naloota nga egulu lise wansi nelinzinga nelimpanika wagulu naye lyanzinga nga azinga omukeka nagenda mpogona naye telyanzisa ekilooto naloota nkyali mwana mutto

  • @lwangaisaac2211
    @lwangaisaac2211 2 года назад

    Nazeemu nendoota nga mukwano gwa mukazi wange nga azadde abalongo omusawo namugamba nti bagenda kuffa netugenda nabo ngabatambula

  • @nagawaesther8235
    @nagawaesther8235 2 года назад

    Musawo Mercy nze nalota nga nina toyi zengedamu naye nageda okutuka nasanga toyi nchafu nga zona zaguba nga waliwo abali muzikuta, nentya ozigendamu nenvayo

  • @faridahkiggundu8022
    @faridahkiggundu8022 2 года назад

    Leero nalose omusaja omunene nga mumpi yabade ayagala kulwana nange nemutuga nemutira munyumba yange eri mumiti gyakalitunsi wenaduse nenerabira omwana wange nga sagala police enkwate nga mpitira munsiko nenabade nziruka nenzigukira omwana wange nenzirayo nemikima ate namusanze nga ali nebaneigbour bange nemufuna

  • @nakintuaminahug3082
    @nakintuaminahug3082 2 года назад

    Nalose nga nzize e Uganda nensisinkana abaana bangyi nga bali kumpi newa maama wange omuto nga bwebayimba kale nga tunyumirwa naye mwabademu ki bby girl nga kyamyaka nga esatu (3) nenkibuza amanya naye kyanggmye manya ga mmy wange omuto genyini gombi nga gafanagana

  • @zainanamase9575
    @zainanamase9575 2 года назад

    Thanks musawo nasoka nendota nga nsiise popcorn olwamala nasirira,ekiiro kyekimu nendota nga nfumbye amaata naye negagenda mukyoto era nentamu negagwamu era nenziramu nendota eggs nga mangi Gali mubikopo nga bamaze ogakuba

  • @nanyonjoirene5685
    @nanyonjoirene5685 2 года назад +1

    Again am the first wow good morning musawo Mercy love you nyo but musawo reply my dream 🙏🙏

    • @quinheavens28
      @quinheavens28 2 года назад

      Goodmrng musawo ...ekiloto kyange tokidangamu ..nakugamba ndotanyo abana ,,okusinga abalenzi ,Naye NGA sibange ..olumu ndota mbalabilila olumu NGA mbasitude ..nabawala ..ndota mbawa ebyokulya
      Olumu naloto nzade ate NGA sizalangako ,nazala omwana eyasoka Naye waliwo omukyala eyamunzijako NGA nakava muleeba ..nangamba mbu tojakusobola genda Naye muleke wano njakumulabilila ..nemala nenzala omwana omulala after one month Ella omukyala oyo namunzijako Naye ..nawulila bubi ..Naye omukyala nangamba mbu njakuba ngenda nembalaba ko Naye sigenda nabo ,ate Bali balenzi

    • @cnamuwaya3993
      @cnamuwaya3993 2 года назад

      Musawo how are you, naloota nga nvaamu envunyu mumubiri atenga endala ziri kubuliri.
      Nekirara I used ekiyondo, lutungotungo, ekitonto but I don't get v, fluids agaserera, why??

  • @masakaemmason7602
    @masakaemmason7602 2 года назад

    Musawo Mercy wange oly otya mukwano
    Webale kutuweereza dia

  • @nakimulimoureen7816
    @nakimulimoureen7816 2 года назад

    Nze nalota nga am in the middle of so many graves(amalalo)

  • @mirembesarah6354
    @mirembesarah6354 2 года назад

    Musawo naloso nga dilubuto nga tuse okuzala naye ngasilina bisa nengamba omwami banogose mukiroto naye nemubuliwo Omwana bamunogosamu bulongosa era ebisa byagana

  • @julienisha8304
    @julienisha8304 2 года назад

    Ndoota nyoo nga mulamu wange agabula meere ne ebyokulya ebiilala kitegeza ki

  • @nabujjarosemary3129
    @nabujjarosemary3129 2 года назад

    Musawo mercy ndoota nyo nga nzize mukyalo

  • @btsugandaarmy6295
    @btsugandaarmy6295 2 года назад

    Ku side endala. Obwo obumasamasa ngemunyenye baba ba jjaja bo oba empewo zo. Ziba zikuma.