Ani yakugamba nti buli atalina mulimu abera mubi oba muyemu, simanyi oba oli muzade naye lwoliewerela omwana wo nalwawo okufuna omulimu naye oligamba nti bamukwate😩
Kino kivila dala waka, abazade okulagajyalila abanna babwe ne begata kubikosi bya ba-bi, kati awo omwanna buli byoli mulekela e'nsi emukuze ojjya muzika nga akyali muto dala, oba okuvudila mukomela affe nga muto olye 😢ndwade. Naye nga abazade bademu okukola emilimo jjyabwe ba kuze abanna. Nze buli omu gwe ndaba muto myaka 20 awo mu range eyo naye nga sikilungi wande 😢
Tusaba govt etandike okubakuba amasasi mu lujjudde nga buli omu alaba. Obutemu bususe mu Uganda 😢😢😢😢😢
Am with you
Not in Uganda 😢😢 so miserable
Nga oli mukambwe
@@natukundajulianah839 thanks hun 😘
@@sarahshanicemohammed1565 what do you mean not in Uganda
Mubate abo abavubuka tubawone banange ekitufu amateka gwatwalilwa mungalo
Thank u Bukedde TV
Imagine obulamu bwa munno😢😢
Thank you security forces.
Good job but don't release them...
Wabula banange uganda 🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔😭😭😭😭😭😭😭
Tusaba Allah atukume yarabi
Mwebare bambi mubatuwonye
Banange Mukama sasila nze ne Uganda ntyayo kati lwabutemu
Allah tusasile yaa Rabbi
Bano basana kubwa masasi nebafa nebavawo,muve mukujinya agabbi,bwemutabate bo bebaja okubata,era nze singa mnze mukwata mundu ,sibonabona nabo,mbalya amanda agabajja mubude,ebisigade nenkora sitatiment,omufu tawoza namulamu
😢😢😢kyoka Engeri jebewanamu banange Naye Muli bba atadibwa😢😢
Abavubuka sibangu abo my friend 😅
Kyisana batibwe
Wabula banage obutagala kukola kuno kubi nyo dala. Kati lwaki ota muno byotyo wabula bakukilaba mukomela. Kijjya kuba kikabwe😢😢
Wabula nze wendisanga nga police ekutte omubi njakusoba nkube omubi muyiwe ebinyo namwe abatuze muyina ekisa lwaki temubukubye
MUKAMA TAASA UGANDA YAFFEE 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Bano mubatwale ku city square mubakomerere amasasi kumi Kumi ekyo nakyo kigwe
Kyitufu mukwano
Nobo babate
Uganda government yeretera ababi okweyongera nokulya obutala kuba bakimanyi tewali kyamanyi kibakolebwako ....... ..........abo betaga Kuta bussi..
Naye ani yajawo akalabba😢😢😢
Kibagwanide okwatibwa twakoowa ababbi
Bukenddetv
2:46 2:57 3:07
😮😮😮
NADHOMI HENRY
Kyoka amakomera gajjudde MUKAMA otusasire
Okikakasa banage ate nga tuli bubi nyo. Awo about bebasiba bakufilayo 😢
Bakomyeewo akalabba!
Naye banange
Ako akalinzi akawanvu nkamannyi banange mukama 😭😭😭
Babasiibe mayisa kyoka bavubuka bato mukiffo kyokola batigomya bantu
Gervement etuyambe
Babakwatire dala banaye buli atayina mulimu bakwate
Ani yakugamba nti buli atalina mulimu abera mubi oba muyemu, simanyi oba oli muzade naye lwoliewerela omwana wo nalwawo okufuna omulimu naye oligamba nti bamukwate😩
Nakyo nokyisanga nga kyikwana muwala womuntu
Obuzibu afuga ssi yeyawangula 😢
ignorence at its pick mutwe munafu😂
@@RachealKuagalakimuli ogugwo gwemunafu ogutategera byava mukulonda 😏
Naye lwaki gwebakwata si gwebatta netulaba ekidako,already obujulizi babwogedde
True true
A 100% batiibwe buli mutemu yena akakasibwa nti atta nokubba abantu batiibwe mulujudde
Bantwarira amasiimu ku tawo e Busega let them pay for pain
Singa mukolanga esaudi 😢aba babattilawo naye Uganda hmm
Kyitufu mukwano
Mutandise okujuliza SAUDI, kale kasita kyakulabirako kirungi
@@aisharwamutwe5547 amazima gogerwako mkn
Babakwata nebamala nebabata, abantu tebayambiddwa kimala
Naye kati bano lwaki babatwaka mukomera???? Babakube amasasi kkumi bulyomu baveewo ensi ebawone.Betaga mu city square buli omu ngalaba osanga nobubbi bunakendera
Mwebale nnyo abekitongore ekikessi, omulimu mulungi nnyo ddala Mukama abawe omukisa ☹abantu batunyiyiza ENSI YAFFE lwamizze mibi 😢😢katugitya nogitya lwakuba tetuyina kyakkola y'ewaffe ☹naye tujudde OBWERARIKIRIVU BUNGI OMUNTU TAKYEYAGALIRA MUBIBYE LWABUNKEENKE 😢😢😢
Obebazaki nga bwebagabana Akabwe babatulagga nga babakwata tebatulagga nga Batebwa Uganda taffeta Olemwa
Kati mubalinza kyi nabo babatte
Enakuzino police ndalamu kko well-done 😊
These days police ekola
Betaga kusiba bullamu bwa bwe bwona
Abo batibwe
Oba ebintu binno museveni abilaba
Webabakomyawo nebatabasiba mubate busi mubakumeko omulilo bafe
😢😢😢😢😢😢
Kibumbiro has been a beehive for thugs. Congs thumbs up.
Oyo omuvubuka omumpi kuva buto nga muyayaye tagambwako
🤔🤔🤔
Nabyo mubikube amasasi
Batandike okubakuba amasasi mu lujjudde kuva batemu nyoo. 😢😢😢😢
Ate amateka banagada wa anti tegabakiriza kuta
@@hellenamooti1492 gwe olowoza babakole ki
Hahahaha I left the tall one in luzira on remand last year in September 😅
You're inside?
@@Visiondidwhato_o256 year
So criminals have arrested criminals!!?
Oyo katemba
Jesus Christ
Kati muzadde nga akulaba namanya nti yazara mubii
Banange abaana baffe Kiki kyemulowoza
Kino kivila dala waka, abazade okulagajyalila abanna babwe ne begata kubikosi bya ba-bi, kati awo omwanna buli byoli mulekela e'nsi emukuze ojjya muzika nga akyali muto dala, oba okuvudila mukomela affe nga muto olye 😢ndwade. Naye nga abazade bademu okukola emilimo jjyabwe ba kuze abanna. Nze buli omu gwe ndaba muto myaka 20 awo mu range eyo naye nga sikilungi wande 😢
Mubokye
Abo benyini banziba
A thief has less than 40 days to
Kutemako mukono
Tekyimara ndowoza kubajawo kyekyisinga kuba nano Baata abantu abatayina musango
Oba okitegela naye bagende balime ebikajjyo 😅😅😅ekomela lye uganda ndowooza silyangu wadifundako nga offude. 😢
Mutte embizzi
🤣🤣🤣🤣 the guy reading the news is so disgusting iritating with his tone
Nabyo mubikube amasasi