ABALUNGI BEBASINGA OBUNGI ABABI E119 ║ TERI BYA BOY CHILD

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 30 ноя 2024
  • ALEX MUKULU (OMWANJAZI) ║ NANTONGO SHAMIM (OMUYIRIBI)
    Motivational speakers & mindset change. Mindset yo eri ki nga tonakyusa yange? Is your mindset to change my mindset?. Tetwetaaga motivatinal speaker. Bannauganda enjala yatumotivatinga dda. Sooka 'wemotivatinge' nga tonajja wange. Mukulu (omwanjazi) ne nantongo (omuyiribi)
    Tunakoma ddi okusekulwa?. Tewepanka kuleeta kibiina ekiyamba abasajja. Temwagala buvunanyizibwa bwamwe obwakawala. Wabeewo atandika ekya 'boy child' tukikube. Eddembe lyomukyala kuzaala eryomwami kukola. Kokiriza okukuyamba, oliko obulemu. Omussi webirubirwa bya bantu yabonabona. Sooka weewe eddembe nga tonaligaba

Комментарии • 1