Thank you Sakozi for hosting Hargi Kalule, I support you, politics shouldn't be mixed with business, because you need all the clients irrespective of their political party affiliation
For all along mbadde manyi business ya Hajji Hassan kuba abasinga gwetubadde tulaba even advertising for the restaurant. Mr Kalule tewandiize ku media mwanditudde nga team nemwogera kunsonga zino era nemumusaba aveeyo yetonde olwebyo ebyayogedwa than you coming in the media.
How many businesses of bobi wine do u know in Uganda? u think they don't have them but y don't they show them to us it's not all about kibina mkno@@MaryNantongo-w6k
Istaghifillulah Very simple. Mugambe fellow director nti waddembe okuzannya ebyobufuzi naye takizanyila mu business unless agreed upon by all directors otherwise mwelinde ekigo coz for long, public ebadde emanyi oyo guy ye nyini business single handedly.
Kati Hassan yayonye atya business kuba abatamwagala talina ngeri ki yakubakomako kuba bo ekigendererwa kusula business mwe kyo nebwanaba asazewo okusirika era bo baja kumulumba
Imbecile,, do you even own a tomato stall ?? Lay low like an envelope!!! Let Mr. Kalule save the brand Mpombo,, these people are fed by this business not your political parties ,gaciiiyaaa
We thank Allah for the gift of life. Thanks alot for the awesome program dear brother farook serkozi and our comrade kalule. Nsaba Allah abamalile buli kimu-Allahumah ameen. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Hajj mumwesonyiwe sebbo...jst appreciate him nti his contribution eyongedde nnyo ku sales za Mpombo restaurant...your business is based in Dubai people making noise are in different countries and some are even in Uganda....nze at first the only African restaurant i would go too was Mariana hotel but afte seeing Hajj Hassan's regular videos (Night shift) i shifted to Mpombo restaurant nentandika n'okujagaza abantu abalala...kyemulina okumanya no one will digest that nonsense of pork Billian...gwe mukulu olabika wenonyeza bibyo
Ate njagala nkubulile bino wamanga nze ndi wa NRM ate ndi musilamu but nkubulile okumanyanga sikitufu ffe abasubuzi tujasigala tulyawo kuba business siya party temutumanyila ate
Omusilu namasavu ge mbizi agayita omuzigo. Mukazzi omanyila hotel ku Hassan tefuka yiye. Respect people who are older than you. Mukumanya ne mukutegela
U hv done ur part.... but the society and the generation we r in is so stressed and depressed to understand ur stand... wat I can offer u is prayers 🙏 to overcom this storm... lets pray for hajji Allah amulungamye 🙏
Wama, thank you for coming out. Let Hassan apologise for the sake of business, being that his name is the one sounding in DXB, and it doesn't give him authority to discriminate customers. Mpombo tukolelayo binji Birthdays 🎂, baby shower, meetings etc. Imagine every end of the months i go to eat there all the way from Abudhabi.
Wandisilikidde dala gwe ka guy gwe, nga bwe wali osilisse boyi. Gwe musajja ebyobufuzi tosobola byawula ku business that is why nabasubuzi be uganda leello bakaaba. Ate sebbo Hassan abadde ayambye nyo business yamwe okuffuna side nokibeela namanyi gabantu trust me eyo business abasinga tujitegelede ku Hassan. Kati bwoba tolya mbizi lwaki kikuluma. Mpombo elina bakasitoooma baayo waliwo naboogela nga tebalya ngako ku mpoombo.
Ono Gasiiya wa politics akolaa Uganda not in UAE that's why waliwo village chief era ndowoza yo yafuka ya other political parties nd mpombo ya nup so ani afilwa munsi engwiira nga Dubai 🤣?
Let Sheikh Hassan be. Ate Oba otegedde nti bya recordinga abikolera mu private account ate lwaki naawe otumalira obudde?! Weewummuzeeko naawe Tuggyeeko obusiru. Wamma Sheikh Hassan tuggya tuggya, tozikuza 🔥!
You might not even be having 100m shillings on your account but busy trying to hype what you dont understand. That business is worth billions and if dubai government closed it because of rumours that its selling pork....many would be affected and you in your small place you lose nothing but busy playing politics😢😢..What a shame
Ebyobufunzi bilinye enyonyi kanti bili Dubai kyoka ebyobufunzi m7 yabitekawo kubawulayawamu esobole okubafunga ela egenda kubafunga paka nga mumenze enviiiiiiiii
Naye nga ebyo byona seka oyogedde byaki? olinga eyesoma! Ezo ensonga za politics zafuka zabulijo muba ugandan, twabimanyila.Omulabe abalumbye mutandise okwelumaluma kunsonga ezitalina makulu.Embizzi tukimanyi teriyo muve kunsonga ezekyaana ekito. It will come to pass.
Assalam alaikum warahmatullahi wabarakatuhu thanks Farouk for the show we appreciate so much but they would sat as proprieties to solve this than cameras than come all to clarify the air than him alone
Ono wa movement alimba, tayagala Kyagulanyi, yeyisako singa abade wa movement yandivudeyo okwogela bino. Ba director abalala bali against Hassan, yeyogeza. Nze natamwa abantu benkwe, ate nadla abaana ba Kintu tebaliwatagana, yena face efanana bukopi, byona byalina byamutomera, alina efutwa. Ba director mutula mutya nemugeya munamwe mbu twatude.
Secondly the name BEBECOOL is A Brand itself💯 its a business ba dear nga mpombo yamwe so let Respect prevail always regardless of yr political parties. Ekilala Emotional intelligence ba na nup temulina. mufugge obusungu yall, we all MUST live kuba tuli bantu...you dont get to judge others basing on yr political reasons, ela anger manya biki nope. So hassan biriyani, akole eyiyee alekerawo okwononeera abalala..with such a struggling background, honestly ki guy kyajeewa Audacity emanyira Abantu😮 hmmm, hassan gutwe tadandamu.
Banange u can make a bsn nga oli inside partner, when u have some one to work as aface & that's Hassan rock this man byayogera bitufu even Hassan yabyogera ko bt bad thing media problem settle ur things out of camera
SAKOZI nkwagala nyo naye ebigambo byembizi balimba byakisilu oba tebajilya emele bajilekke tujajilya ffe abasilamu abamanyi amazima nti mpombo ebyembizi biva mwabo abatajagaliza but ffe abasubuzi nabakolela mu dubai tujakujilya kuba telimu mbizi nosense balimba
You people blaming this gentleman, you dont know the difference btn partnerships bss and sole ownership, but since its a partnership bss please he has a right to come out and protect it, mwe temumanyi what it take sto build up a bss banaye. Please ono omwami kyayogerako kituufu. Yes fenna tumanyi nti hassan is the face of the restaurant but weba eweddewo it will affect all ofvthem but not only hassan. And i believe him coming out bamaze kukiteesaako bonna, please wanji bali mu byabufuzi but they dont mention their bss, era zibeerayo eyo nga zikola. Abamu kuffe tulina emitima eminafu, embizzi etwenyinyaza honestly me personally just a mare hearing nti eyo essowaani bajiririddeko pork,wallahi awo wenkoma,i go for another option, so in dubai there are many competitors [restaurants] so olina okwewala ebiyinza okuleta downfall of the restaurants please.
@@HappyLargeWaterfall-rg5inkwewugulazza nga alumikka enyuma who doesn't know Ugandans with propaganda when it comes to business????they know very well that it can't be why olemerako to that extent???? Befuula abatukirivu nga bakola m7 byayagala Ugandans bayitemu balumizibwe awatali kwogera ,yandibadde abivaako and doesn't give it platform to go viral but the more they bring in more interviews the more people get to know such fake stories
Ono omusajja mugezi nnyo....l like his words
Mugezi nawe mpozi nawe tutegela director ki aja mu media nokuba company yo gasiya ekifo kyogidifedenga
Gwe Atalina Magezi Kubange Olaba Waava Kukalayo Obugalo Bwabulaka Stupid
Bebe cool tebamwepankako 💪 💪 💪 💪
I cnt give any compliment in Mr kalule's words koz he he was ma boss for five years era samufunamu buzibu bwonna and he is real
Yesu Kristo yebazibwe mwenna abali kumukutu guno
Amen swt
Awebwe ekitiibwa Mukama
Amen
Awebwe ekitibwa yesu
Amen
Haji Kaluule has clarified very well. Thanks
Kati NRM keyingidde mu mpoombo aba people power bagenda kulya obutwa owulile
Webale kutangaaza nsonga eno mr Kalule
Nolaba agantu mu comments nga gawagira Hassan, this guy is right, Hassan jja politics mu restaurant 😢.
Anni akukaase okulyayo, oyasaama yasaama, wama tujja kukuwagira mpaka weganaffa ekiziyiiro gagiira obuteemu,no butujju, gamba ekyo ki footsolider kya balaam kijje politics mu cake 🎂 za,mukyala wakyo, tekyewumuuzako mukiroboozi ekiringa ekyabasamiize mbu bebefool kiringa agayindo ga kikimenke kyanaleero kyantaama mpuliira njagaala nakuki🤮🤮🤮🤮🤮
Nonsense politics is everywhere
Muja kuffa pressure team hasn't no matter what
Olowoza bategera!
Thank you Sakozi for hosting Hargi Kalule, I support you, politics shouldn't be mixed with business, because you need all the clients irrespective of their political party affiliation
Thanks for your information waama,
For all along mbadde manyi business ya Hajji Hassan kuba abasinga gwetubadde tulaba even advertising for the restaurant. Mr Kalule tewandiize ku media mwanditudde nga team nemwogera kunsonga zino era nemumusaba aveeyo yetonde olwebyo ebyayogedwa than you coming in the media.
Me I was aware nti they a 4 people owning it bt u are true mkn bandibimalidde out of camera
Kati hajji yaganye
Naye nga kubwasamu hassan olowoza bwalina asobola okukola business nga eyo
THEY TALKED AS A TEAM AND HASSAN REFUSED. THEY MIGHT LOSE THE FRANCHISE BECAUSE IF DUBAI AUTHORITIES GET THIS INFORMATION OF SELLING PORK, ITS OVER
Tasobola@@LuswabiTumwine
Thanks for clarifying the media ,Hajji ajje politics mu business
Kyogamba buli ali mu politics takola?mulowooze nga abantu abakulu oba talina kuwagira kibiina kyonna kuba akola
@@MaryNantongo-w6k gwe oli foot soldier tojjabitegera 🙏🙏🙏nsabba kino kileke
How many businesses of bobi wine do u know in Uganda? u think they don't have them but y don't they show them to us it's not all about kibina mkno@@MaryNantongo-w6k
Basiraamu mukaanye twakava mu bya saddam rashid lukwago ate mmwe muzeeko, kulwobusiraamu mukaanye, mutuyambe. Nannyini kiggwa yakiweebuula naye basiraamu mususse.
Istaghifillulah
Very simple. Mugambe fellow director nti waddembe okuzannya ebyobufuzi naye takizanyila mu business unless agreed upon by all directors otherwise mwelinde ekigo coz for long, public ebadde emanyi oyo guy ye nyini business single handedly.
Hmmmm people can dream 😂temusobola kujisuula
Temusobola jisula era temulisobola
Business agyonoonye ne politics we'kisiiru. Thanks Mr. Kalule.
Siliwalira muli nyoko
Nga era omusiru bwalowooza
Mwe bisirani bya NRM mutulekeemu; munaatufugira ewaka ne mu diaspora! Mutuggyeko akamanyiiro
Kati Hassan yayonye atya business kuba abatamwagala talina ngeri ki yakubakomako kuba bo ekigendererwa kusula business mwe kyo nebwanaba asazewo okusirika era bo baja kumulumba
@@Fredoom5BAGAMBEKO WAMA
Yali ategeza Bebe cool. Naye ebyobufuzi mubijje business. Mpombo is the Best service provider, Mafi haramu
No haramu I also believe, bavve ku politics in bsn
Kalule musime omusajja akuba akalango netuva Abu Dhabi netulya edubai ffetuli ba people power
No problem bt ajje politics mu business mkn yebale obulango bt
Do they eat people power????? Differentiate business and politics...
Wama sheikh hassan siliva ku mpombo restaurant ♥️ ❤🙏
Hassan is the light of Mpombo and whenever I see him, i see Mpombo Restaurant ❤
Very true
Then let him protect the restaurant...
But he's not owned it. Being the face doesn't mean he have all the Rights to it
Imbecile,, do you even own a tomato stall ?? Lay low like an envelope!!! Let Mr. Kalule save the brand Mpombo,, these people are fed by this business not your political parties ,gaciiiyaaa
True love ❤ 😍
Well stated Mr Kale politics will sabotage mpombo restaurant,it's better not to mix politics and relationships in the business
Mr kalule is right 💯but anabuwulira😂😂😂
Thanks Mr Kalule am not a Nup member am a FDC supporter but I always eat in Mpombo restaurant
Nd who told you that restaurant only feeds Nup supporters 🙄?
Aba FDC tewali alina budde bwamwe namwe mulye nga wemwagala 😂😂😂😂😂
@@rinahkayz9508they want to say so
But even Ichuli and fulfigure ate from there wen they visited dubai
Kyoba omanya tuwagira mpombo because of hassan, Era njakulya ku mpombo paka kuwulira bubi
Kati Kiki ekikuleese wano,lwaki temutuula nemwetereeza nga ffe tetumanyi,ffe we only need your service,tontama
Oyo hajji ekikulu oyo hajji byeyeeyisa tabifaanana era nze mweewunya.
Hassan mumuveeko akole kyayagala kuba face ya mpombo tumanyi Hassan 😢temututegeerera naawe 😮
Kano akasajja nako era kalabika kanyampi gemazima. Bebecool talina maanyi Dubai naawe jst kano kekubya yaka. Abantu abakola malice ku restaurant bebe yennyini yabawa bu data basiige mpombo enzilo. Tujjakulya kumpombo ggwe amanyi kabulengane abanyampi
Asalam alaikum walahumatulahi wabarakatu webale kutuweereza Mr farooq bambi
We thank Allah for the gift of life. Thanks alot for the awesome program dear brother farook serkozi and our comrade kalule. Nsaba Allah abamalile buli kimu-Allahumah ameen. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Hajj mumwesonyiwe sebbo...jst appreciate him nti his contribution eyongedde nnyo ku sales za Mpombo restaurant...your business is based in Dubai people making noise are in different countries and some are even in Uganda....nze at first the only African restaurant i would go too was Mariana hotel but afte seeing Hajj Hassan's regular videos (Night shift) i shifted to Mpombo restaurant nentandika n'okujagaza abantu abalala...kyemulina okumanya no one will digest that nonsense of pork Billian...gwe mukulu olabika wenonyeza bibyo
Ate njagala nkubulile bino wamanga nze ndi wa NRM ate ndi musilamu but nkubulile okumanyanga sikitufu ffe abasubuzi tujasigala tulyawo kuba business siya party temutumanyila ate
💯
Ekyamazima bwanaba tayawude byabufuzi ku mulimu kawedemuda
Kiki kyotegeza politics is everywhere ate mpombo abadewo tolowoza nti yakatadika nabo abeyogez bajawo kuba emere ewoma
We shall eat there paka last
Wama Hajji Kasule oli mutufu.. our hustle should not be mixed with politics
Webale kuvaayo ssebo .... nkutumiddeko
Gwe atategela coz you own no business
Kati totwasamira kuba eyo hotel twajimanyira ku hasan gwe tewali akumanyi
Azukide hallelujah😂😂😂😂😂
Bambi tomuvuma ayogera mazima
Omusilu namasavu ge mbizi agayita omuzigo. Mukazzi omanyila hotel ku Hassan tefuka yiye. Respect people who are older than you. Mukumanya ne mukutegela
Eri si woteli ya people power mbwa gwe
Tegera point. tokulembeza busiru.
Kale omuntu natamanya nakuye. mukifo kyokutunda emere amanyiira bantu eranga aba nup bwebatalowoza.(Bebe cool yakola.mulalamu.tanayogera kigambo kyona.naye fun base jirabe duka.
kalule i support u wamma oyo ajje politics mu business yamwe siyiye yekka tebakutiisatiisa Allah akugondeze wamma
U hv done ur part.... but the society and the generation we r in is so stressed and depressed to understand ur stand... wat I can offer u is prayers 🙏 to overcom this storm... lets pray for hajji Allah amulungamye 🙏
the real men we always need in our country.smartly analyzed the issue
Wama, thank you for coming out. Let Hassan apologise for the sake of business, being that his name is the one sounding in DXB, and it doesn't give him authority to discriminate customers. Mpombo tukolelayo binji Birthdays 🎂, baby shower, meetings etc. Imagine every end of the months i go to eat there all the way from Abudhabi.
Thumbs up Mr. Kalule
First of all hassan is the face of mpombo many who know in dubai whenever we see him we see mpombo
Even Amooti was once the face of radio Simba but it didn't mean he was bigger than simba
Waama abasirusiru bewunza kasita babawayo obusente ayina emigabbo afanaana atyo
That doesn’t make him the owner of Mpoombo
Wandisilikidde dala gwe ka guy gwe, nga bwe wali osilisse boyi. Gwe musajja ebyobufuzi tosobola byawula ku business that is why nabasubuzi be uganda leello bakaaba. Ate sebbo Hassan abadde ayambye nyo business yamwe okuffuna side nokibeela namanyi gabantu trust me eyo business abasinga tujitegelede ku Hassan. Kati bwoba tolya mbizi lwaki kikuluma. Mpombo elina bakasitoooma baayo waliwo naboogela nga tebalya ngako ku mpoombo.
Endowoza yo kibulamu😢
Ono Gasiiya wa politics akolaa Uganda not in UAE that's why waliwo village chief era ndowoza yo yafuka ya other political parties nd mpombo ya nup so ani afilwa munsi engwiira nga Dubai 🤣?
Nange najimanyira ku sheikh Hassan
Ate nekirala abantu bayige okusiima omuntu ebirungi byakoze than ensobi jakoze emu
Ono katala ali mukwesoma bwesomi tayina mulamwa
laba ebiina lino mbu president we gwanga m7 manyoko dear
Hassan wemumugoba asobola okufuna ekifo netumuwagira kuba ffe mpombo tugimanyidde ku ye
Mumanyi bikola naye temumanyi nti bivva kukikolo
Okitegeera kuva nze mbadde manyi ya Hassan
I started eating there because of Hassan.
Mwaliwa ngetubidde??? Mbwammwe mwewa eddembe ,,,, kyogamba olwokuba bakuzaliira ku mulembe gwa Museveni kitegeeza Uganda ye Museveni... muli bisiru nnyooooo
LERO FARUK BiGENZE BULINGI 👏🏼👏🏼👏🏼👏🏼
Let Sheikh Hassan be. Ate Oba otegedde nti bya recordinga abikolera mu private account ate lwaki naawe otumalira obudde?! Weewummuzeeko naawe Tuggyeeko obusiru. Wamma Sheikh Hassan tuggya tuggya, tozikuza 🔥!
You might not even be having 100m shillings on your account but busy trying to hype what you dont understand. That business is worth billions and if dubai government closed it because of rumours that its selling pork....many would be affected and you in your small place you lose nothing but busy playing politics😢😢..What a shame
Ebyobufunzi bilinye enyonyi kanti bili Dubai kyoka ebyobufunzi m7 yabitekawo kubawulayawamu esobole okubafunga ela egenda kubafunga paka nga mumenze enviiiiiiiii
Sseka politics webyobufuzi mujje mu businesses mukwano. Politics abakifunamu be bakirimu kuma kalimu ko va kubayaye
Sheik gwotayogedde linya ye sheik lujja
Haji talimba nange mbimanyi
Thanks boss to understand business
Ate foot soldier tawabulwa 😂😂😂😂😂😂nze nsasila bakyala babwe 😂😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂true
😅😅😅
Bwekiba nga sheikh Hassan byayogera bikyamu, genda ogyeyo emigabojjo mu pombo restaurant omuvire okore pombo restaurant munsiyo uganda etebenkedde offune ku magoba agawela.
Yo reasoning like a real footsojar😂😂😂😂
@@jjembaabdul3087 Ndi mutesa sebo 😂😂
Thank you for the clarrification bambi
Oba cannot ka sajja ke kiwatuule.
What is politics? Bwebuno obusubuzi obutusibyeeko museveni.
The way I love president MUSEVENI sagala mumwogereko bubi .
Mwefuge😢
@@hellenamooti1492genda omulye amagosi
@@zahranisha6325naye obwana bwa nup
Gwe totegeera
@@zahranisha6325 Akyabafuga oba mwala oba temwala
10 yrs mumaso
Vote president MUSEVENI 2026
Naye nga ebyo byona seka oyogedde byaki? olinga eyesoma!
Ezo ensonga za politics zafuka zabulijo muba ugandan, twabimanyila.Omulabe abalumbye mutandise okwelumaluma kunsonga ezitalina makulu.Embizzi tukimanyi teriyo muve kunsonga ezekyaana ekito.
It will come to pass.
Nze customer silaba webinkwatirako Wabula
Okitegeera bebuuza magezi ye business is it located in makindye nti tewaali license next season?
Kati ate gwe asinze okubyonoona,
Assalam alaikum warahmatullahi wabarakatuhu thanks Farouk for the show we appreciate so much but they would sat as proprieties to solve this than cameras than come all to clarify the air than him alone
Thanks for clarifying dear❤❤❤❤
Asalam aleikum warahumatulali wabarakatuh thanks Allah we are still ♥️ a live and today am one of the fast
Seka Hassan ejje ebyobufuzi mu business
Mwe ababuyabuya omanyi okutasoma bubatawanya esawa zino singa abasubuzi tebekalakasa that is politics mutujeko obutasoma
Ono wa movement alimba, tayagala Kyagulanyi, yeyisako singa abade wa movement yandivudeyo okwogela bino. Ba director abalala bali against Hassan, yeyogeza. Nze natamwa abantu benkwe, ate nadla abaana ba Kintu tebaliwatagana, yena face efanana bukopi, byona byalina byamutomera, alina efutwa. Ba director mutula mutya nemugeya munamwe mbu twatude.
Secondly the name BEBECOOL is A Brand itself💯 its a business ba dear nga mpombo yamwe so let Respect prevail always regardless of yr political parties. Ekilala Emotional intelligence ba na nup temulina. mufugge obusungu yall, we all MUST live kuba tuli bantu...you dont get to judge others basing on yr political reasons, ela anger manya biki nope. So hassan biriyani, akole eyiyee alekerawo okwononeera abalala..with such a struggling background, honestly ki guy kyajeewa Audacity emanyira Abantu😮 hmmm, hassan gutwe tadandamu.
💯
Mpombo without NUP can't servive
Singa Hajji afuna ekifo ekikye naviira buno obusiru kuba ffe gwetumanyi
Kano Nako kasiru, kati onyonyola biki, oli mukukuba Business kigwo.
kati mukulu tukuyambe tutya ffe tulya lwa Hassan era bwakola restaurant eyiye ewammwe terukomawo tujja mugobelela
Byonna byogere naye Hassan ensi gwemanyi bulijjo alindaki okuvaayo?Mwalitudde kati ate nawe wejeeyo omuntu olemwa oba bakutumye?
Banange u can make a bsn nga oli inside partner, when u have some one to work as aface & that's Hassan rock this man byayogera bitufu even Hassan yabyogera ko bt bad thing media problem settle ur things out of camera
I doubt u have ever operated a business with suc footsojar reasoning
Ne bu business partners obwererejja butama
Kona keyogeza katya
Ebyo byosangq kasita okolagana nabanakku
Ate kano kankese bukesi banange kona kalinga omuzingonyo
@@trsstad-gf4lgGUMA ogya kuba bulungi😂
Oba hassan ayigala kubavamu nga atandise kuba mpombo magezi
Nange nakilowozeza😢
Mujja kiwulila Bebecool agamba kaba kamwako
Let hajj Hassan open his restaurant us of politics we shall go and support we are all out uganda because of bad governance no Hassan no mpombo
Kuba wano🖐🖐🖐
Obiyita byangu? Mwe mumuwage
Lela mwe 😢😢😢
Bambi omusajja ayogedde amazima obyo bufuzi mu business bambi kubanga nomwana e yakatuka mu Dubai amanyi mpoombo
Eyooo egudde hajji kyekizubu,ya joininga yekorera namwonona
Kizibu mkn
Kizibu mkn
Business engatte ebyo tebibulamu, if your not careful business mujja kujisuula.
Kajambo ssalongo send ma greatings to ur family
Even kyagulanyi doesn't involve his businesses into politics and when he's at one love beach he would be just chilling unpolitical
Yes
SAKOZI nkwagala nyo naye ebigambo byembizi balimba byakisilu oba tebajilya emele bajilekke tujajilya ffe abasilamu abamanyi amazima nti mpombo ebyembizi biva mwabo abatajagaliza but ffe abasubuzi nabakolela mu dubai tujakujilya kuba telimu mbizi nosense balimba
Sakoozi njagala okukakasa nti sales ku mpombo African restaurant zeyongera oyo agende abyogere ne bane
ekibuzo kiri nti bebe cool yalya embizi enakulabye kiri ku record most pf the people they had of it
You people blaming this gentleman, you dont know the difference btn partnerships bss and sole ownership, but since its a partnership bss please he has a right to come out and protect it, mwe temumanyi what it take sto build up a bss banaye. Please ono omwami kyayogerako kituufu. Yes fenna tumanyi nti hassan is the face of the restaurant but weba eweddewo it will affect all ofvthem but not only hassan. And i believe him coming out bamaze kukiteesaako bonna, please wanji bali mu byabufuzi but they dont mention their bss, era zibeerayo eyo nga zikola. Abamu kuffe tulina emitima eminafu, embizzi etwenyinyaza honestly me personally just a mare hearing nti eyo essowaani bajiririddeko pork,wallahi awo wenkoma,i go for another option, so in dubai there are many competitors [restaurants] so olina okwewala ebiyinza okuleta downfall of the restaurants please.
Nsaba mutuule mukanye,muli baluganda ate mwena muli basiraamu
Hajji Hassan de rock nsaba okore ekifo awalala ffe tujja kuwagira bano aba Nrm tubareke bayinza nokutuwa obutwa
Okitegeera let him do it in a free style
Gagamel more 🔥
One thing I have to understand situation weyatuka wedde oli kadama politics ayitamu so weberemu musajja
Hajji media yamuzira naye takyimanyi
kalabe obunyoooo
Naye lwaki tebakaawako share zakko 😂😂😂😂😂nekakakana ono nagwa kale netulaba
Naye lwaaki nebwemumanya ekituufu mwàgala okilwaanyiz. Dala omwaami ono ayogedeki ekikyaamu.
Kati gwe oteleza oba nawe oyongera kwonona kuba oliyamanyikidwa
Okitegedde
Bt that's the truth era Hajji rock yabyogera ko jebyatandikira restaurant
Kano ka kalilugambo bulijjo kanonya camera! Newunyiza sakoz okolera ani? Wesibye ku ki story
Nze ndowooza kimukwatako nga omusiramu bambi
@@HappyLargeWaterfall-rg5inkwewugulazza nga alumikka enyuma who doesn't know Ugandans with propaganda when it comes to business????they know very well that it can't be why olemerako to that extent???? Befuula abatukirivu nga bakola m7 byayagala Ugandans bayitemu balumizibwe awatali kwogera ,yandibadde abivaako and doesn't give it platform to go viral but the more they bring in more interviews the more people get to know such fake stories
jayo amazi go nfe tumanyi hajji Hassan ❤
Mufune omwogezi wa mpomboo tumbavu so that the company stays stable in business
Bwotavuma tebawulira ?
Tebawurila
Yebanange mpombo telina official website????nti all adverts are done in there so that all people know where to get the truthful information 😢
Enkya nkomawo naye maama biriyaani ehh😢
Njakulya kumpombo paka lwendifuluma dubai ♥
Oyo Hasan ya BBA sente zaffe mu owino
Hasan ayagala kugoba ba director bane mu business ngakozesa politricks
Raba guno ogusajja ogusiru gwasama bwasami
Olwo mugenderera okugwa
kwendi nnyo
Oba Business yagikoowa mumusasule emigabo gye ayinza okuba yakivaamu dda
Towelabila nti Allah yayisiza mu H.E Robert Kyagulanyi Sentamu restaurant yamwe okututumuka kyoka abantu 😮😮😮