Namale sylivia mutumba ndi muwala womugenzi ipolito mutumba e suliya singo ndi muzukulu womugenzi zaveriyo Nsereko muzukulu wa yowakimu bugembe muzukulu bulasiyo ngabonzira muzukulu wa samwiri nviri muzukulu wa tanasi busulwa muzukulu wa alikisondere male muzukulu wa mayanja muzukulu wa bukulubwomu muzukulu wa butokebutto abagalamide e suliya musingo ate abaala bagalamide buwekula nva mulujja lwa ipolito mutumba mu lunyiriri lwa musuyi emizinda mu mutuba gwa kawuma ebuddo mu sigga lya kawuma e wasozi mawokota mu kasolya ko Mutaka Namwama ebuzimwa naye bulijjo ffe tumanyi buwama ndi mukyala muganda era nedira kkobe akabiiro kaama omubala gwaffe guvuga nti bampade gumba lumakwo kasonzi mulwade omukazi lekayo leeta embwa
Nange nze nzuno Nababi sylivia nga nva mutuba ggwe kawuma Paulo ndi muzukuluru wa kawuma vanansi agaramidde e kakumiro, kabwama,Male, bijanjaro Boona bagaramidde kakumiro
Nzuno owe kkobe❤❤❤
Hello sis🎀💖
Nange natuusedda Abaana bekkobe muliwa ba swt tumanye obuvvo noobuddo
Nzuno dia
Kkobe oyee
Ssbura❤❤❤
Nange Sewakiryanga nantumbwe❤
Banange ngatweyanze ffe abaagala okumanya obuvo nobuddo kitukolerera🤝🤝🙏
Namale sylivia mutumba ndi muwala womugenzi ipolito mutumba e suliya singo ndi muzukulu womugenzi zaveriyo Nsereko muzukulu wa yowakimu bugembe muzukulu bulasiyo ngabonzira muzukulu wa samwiri nviri muzukulu wa tanasi busulwa muzukulu wa alikisondere male muzukulu wa mayanja muzukulu wa bukulubwomu muzukulu wa butokebutto abagalamide e suliya musingo ate abaala bagalamide buwekula nva mulujja lwa ipolito mutumba mu lunyiriri lwa musuyi emizinda mu mutuba gwa kawuma ebuddo mu sigga lya kawuma e wasozi mawokota mu kasolya ko Mutaka Namwama ebuzimwa naye bulijjo ffe tumanyi buwama ndi mukyala muganda era nedira kkobe akabiiro kaama omubala gwaffe guvuga nti bampade gumba lumakwo kasonzi mulwade omukazi lekayo leeta embwa
Eeeee kemukute ku kkobe let me subscribe
❤🇺🇬❤❤❤
Ndi muzukulu wanamwama ebuwama,, yenze kayiwa Enock
NAKAYIWA nzewuuyo
Zenji, webale tuweeleza boss tuliinde part 2 Taata
Nange nze nzuno Nababi sylivia nga nva mutuba ggwe kawuma Paulo ndi muzukuluru wa kawuma vanansi agaramidde e kakumiro, kabwama,Male, bijanjaro Boona bagaramidde kakumiro
Here I am Nambalirwa muzukulu wa namwama e buwama
❤❤❤❤
Thanks for good explanation
Oh my my ❤❤❤❤❤ndi mbange
Nze nsaba kunambuliramu Nambooze akola ki mu lubiiri
Nzuuno,Nassozi nsibuka Wassozi,muwala wa mwami Busulwa,,Wendi nyoo
Tweyanze Jajja ffe
Jjajja Namwema amakulu nti yayaniriza n'okulamusa emandwa ya Mukasa w'ennyanja ngera obuvunanyizibwa obwo Kabaka Kintu ye yabuwa Namwama.
N'olwekyo ate kyewunyisa okulaba nga Kintu beyawa obuvunanyizibwa okwaniriza Mukasa Katonda Sewanaku obuvunanyizibwa babusula!
Namwaama bulijyo simulabangako nsaba,mukama katoondda akunsisinkanyeeko banaange
True i heard that there are very many a bekkobe in busamia and busoga.
I love my clan ekkobe
Am here Nambooze Lydia
Mwanagwe tufanaganya erinya love much mwenna🇺🇬🇺🇬🥰
❤amiina🙏
Eeeee Jjaja Namwama mbade simulabangako ate mbade manyi nti mukadde nyooo
I love kkobe clan ❤
Wooow my sister
Taata wange omwami kiwalabye Tebasobooke come n see 👆👆👆👆👆
Bulijyo manyi Namwaama ebuwama nti jyetusibuka
Munange nange bwembade manyi
Ffe tebubba. Kiwalabye
Nalule wandi nnyo..nze va musiga lya jajja Sereko Kalamazi
Twesange yo ebuzimma August 2023
Is mutome or mutoni an ekkobe name.
Nalule milly, ndimuwala wa kawuma Abiasali endejje bulemezi, muzukulu wa mutumba samwel.Neddira kobe akabiro kaama, Omubala gugamba nti, omukazi leka eyo ,leeta embwa bampadde eggumba luma okwo
What is the difference between a bekkobe and a basosa.
clan mate banange twakyise