KABAKA OKUBEERA E NAMIBIA BIKYATUSOBEDDE KATIKKIRO ATUTABUKIDDE MZZEI MAGALA AKKIRIZA OKUVUMWA.

Поделиться
HTML-код

Комментарии • 162

  • @naseemnayiga7032
    @naseemnayiga7032 2 дня назад +6

    Mzee magala webale kwogela bya magezi ebitaliimu bukyaayi. Mukama akuwangaaze

  • @annetnankumba
    @annetnankumba 2 дня назад +3

    Mzee Maggala atidde abaana benakuzino bali bavuma tebatya bantu bakulu gwe kasita wesiriwaza nga oyogera ebitakwaatagana nga bakuyisaamu eggaali 🚲🚲🚲😂😂😂😂😂

  • @tamalejoseph2460
    @tamalejoseph2460 2 дня назад +6

    Thanks ssabasonto for hosting Muzzeyi magala again and again on Sunday Edition for generous information and generous knowledge and New updates Big up 👆 Muzzeyi magala............

  • @nammombweteopista
    @nammombweteopista 2 дня назад +2

    Namugenyi pilisira wa ente 🎉🎉🎉🎉🎉🎉

  • @nakaimarahat9188
    @nakaimarahat9188 День назад +1

    I really miss this man I mean mr magala don't think others ,because my earphones are not working 😢

  • @dennismutebi3950
    @dennismutebi3950 День назад +1

    I believe Mayiga is a lawyer ,let him take that man to courts of law.Thanks for the show naye nga dala lwaki Abataka basaba obuyinza okuva ewa pulezidenti okugenda okulaba Kabaka!?

  • @rachealnassozi1535
    @rachealnassozi1535 День назад

    Mzee Magala webale nnyo ebigambo ebilungi❤❤❤

  • @tamalejoseph2460
    @tamalejoseph2460 2 дня назад +5

    Gwe mussajja gwe mayiga twagala kabaka waffe mubwangu ddala totusiriwalirako tuwe ssabassajja kabaka waffe mulodokayi gwe, wasanya gwe mayiga lekeraw'okulimbalimb'abaganda n'okubabuzabuza ate tokitangamu okumanyira his Excellence Kyagulanyi ssentamu Robert the people's president........."okitegende mayiga........twagala ssabassajja kabaka waffe mubwangu ddala wano tewali kusaga...............

  • @benonchuk1
    @benonchuk1 2 дня назад +1

    Wabula Mzee Magala singa tobadde mukwaano gwaange Haa.. mbadde nkuyisaamu Raleigh naye abakusiinga amagezi ne ssente olaba besulise nkusonnyiye. Naye otumenye emitima 'Our only living Encyclopedia'. Bweeba ndowooza your right, naye 90% ndowooza tebaba bakyaamu. Anyway thanks for the show.

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 День назад +1

    Nze nevuma olunaku lwenalaba jaajange Alice Nankanja nga afude 😢😢 to make matters worse nebampa okumuyisako ekinyilikisi mbakakasa kyanema omuyisako nakati 25yrs emabega nejusa singa samutunulako ela sikyadamu Kutunula kumuntu gwenjagala ngali mumbela etalimunji

  • @shatrakamya4744
    @shatrakamya4744 2 дня назад +3

    Mzee Magala tofaayo kasita fe tetukuvuma anti oyogera byabategeevu ate abategeera tuli batono

  • @namugerwajuliet4633
    @namugerwajuliet4633 2 дня назад +2

    Wabula muvumye omusajja olwa kabaka hummmm nze nteesa nti abagala Kabaka mugende mubuuze Mayega oba mugende e Mengo😒😒😒😒ffena kabaka tumwagala naye ate temutumanyiira nnyo mwefuule abamuyinako oluganda 😒😒😒 Nabagereka ne Sangalayambogo ne family ye bakoleki??? Wabula mwesawo☹️☹️☹️😏😏😏😏

  • @NyangomaSarah-hg4rw
    @NyangomaSarah-hg4rw День назад +1

    Abantu bavuma nga enaku ebatuse kukisenge onaku etulunyenyo netwekyawa nobwokola ekirungi tebakiraba

  • @user-us6ff6ru7x
    @user-us6ff6ru7x День назад

    Mzee, Magala kuva dda awolereza mayiga.naye nga mayiga atulimbidde ebanga ddene kunsonga zakabaka.mulekere awo okwawula abaganda ne kabaka.

  • @ritassali1360
    @ritassali1360 2 дня назад

    😂😂😂😅 ohoh oooh sese nokaba nekaba mw. Magara nti bagenda..o kuvuma.Julius 😂😂😂

  • @bettynajawharah5674
    @bettynajawharah5674 16 часов назад

    Tetuganye kabaka mulwade naye ki kyebabikilila lweyasoka okulwala byali bya mpaka ebintu bye mengo 🤦temuli mazima yade👌

  • @battemike9466
    @battemike9466 2 дня назад +1

    Wabula muzeeyi Magala bambi ayagala obuwangwa bwe ne kabaka hohoho

  • @kasozilouis510
    @kasozilouis510 День назад

    Mzee magala tweyanza empereezayo naye kyenkusaba Katikiro temudamu kumwogerako mumulekere abantu bamwekolereko kubanga ensobi azikoze nemuseveni nga azilaba ate nga yalina omukisa okulekulira nga ekizimba tekinasamba daggala nolwensonga abantu mubaleke kubanga banyiivu nnyo kubigenda maaso munsi yabwe, katonda akuume.

  • @Kayangasanyuedith1845
    @Kayangasanyuedith1845 2 дня назад +1

    Sabazonto even in English they say" my is name is" not my names are mzee magala mutufu okugamba elinya lyange

  • @battemike9466
    @battemike9466 2 дня назад +1

    Leero njize mbadde mmanyi kabaka abeera wamu ne Nabagereka

  • @wamalugujosephine7484
    @wamalugujosephine7484 2 дня назад +3

    Byona bibadde bigenda bulunji naye Mzee Magala bwayogedde mbu mwesitule mugende ewa M7 amanyi neganzigwa
    Mzee tweyongera okukujukiza nti M7 siyeKatonda ffe okumwegayilira. Thank you

  • @natashakobuusinje3018
    @natashakobuusinje3018 18 часов назад

    Olimutufu muzeey magala ❤

  • @josephinesendi3309
    @josephinesendi3309 2 дня назад +1

    Thanks for the show ❤❤❤

  • @kairagwaaisha6253
    @kairagwaaisha6253 2 дня назад +2

    Muzeeyi olimutufu atalwazangako tayinza kitegera

  • @lamerigaali7851
    @lamerigaali7851 День назад

    Wangaala mzee Magala

  • @user-ph7fb8ls2m
    @user-ph7fb8ls2m День назад +1

    muzeyi magala webale kusomesa gwanga saluvador ekazo

  • @ssenkungumicheal3117
    @ssenkungumicheal3117 2 дня назад +1

    Mzeei magala omanja webale kusomesa sabazonto

  • @Wamala210
    @Wamala210 21 час назад

    Soul and spirit. Soul is our thinking ( intelligence and everything we are. Spirit is the in dwelling of the higher power

  • @battemike9466
    @battemike9466 2 дня назад +1

    Ppirisiira mu Luzungu ye Priscilla

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 День назад

    Abantu bakimanyi tewali atalwanzangako wade okufilwa just nga katikiro bweyagamba balina kyebayisawo naye Buganda lwazi bajakujilekawo government ekola kyekola ngelinga akayimba Ka kafero nkebayita Galenzimwe etulaganti Elina amanyi tetulinakyetuja jikola

  • @ColbyDurrett-th4hx
    @ColbyDurrett-th4hx 22 часа назад

    Ssabazonto ogezezako okwogeza omusajja Ono ebisukawo wano naye bambi tatagala honestly Muzei Magala otegera era oyimirira kumazima

  • @janatnjuki7114
    @janatnjuki7114 2 дня назад +1

    Buli ekizalibwa omukazzi ssebo otila bwerere

  • @nathanlubowa983
    @nathanlubowa983 2 дня назад +2

    Muzeeyi Magala 😂 naye akimanyi nti mayiga alimba alimba alimba alimba obuseko....

  • @battemike9466
    @battemike9466 2 дня назад

    Ekinyegenyege kibadde kireese obuzibu😂😂😂

  • @auntiejulie5356
    @auntiejulie5356 День назад +1

    sabazoto mubuganda omukazi tasituka yessesetula kibulirinze

  • @bwanikajonah5721
    @bwanikajonah5721 2 дня назад

    Thank you guys for the show

  • @ruthlubega8565
    @ruthlubega8565 День назад

    Maddie Nsereko Sebuliba lwaki yeyita musajja wa kabaka 😮

  • @NantabaVivian-xd8sz
    @NantabaVivian-xd8sz 2 дня назад +1

    Muzei Magala tulekemu nawe kati omuntu bwalwala bakweka mukwe nebamuja nemumakage obadeki? Musaja mukulu

  • @abdulwahedmuhammed8161
    @abdulwahedmuhammed8161 День назад

    Nze kanve ku Muzee Magala ne ku comment section😮 aza wyz ngyakuyisamu omuntu turaini💁‍♂️

  • @wamagaleali9548
    @wamagaleali9548 2 дня назад +1

    magala akayidiye. bamulisiza

  • @kigozidennis3098
    @kigozidennis3098 День назад

    Muzzeyi Mubuze oba ddala bitufu nti past tense ya omuze guba muzimu?

  • @tamalejoseph2460
    @tamalejoseph2460 2 дня назад +2

    Muzzeyi magala towoleerazza mayiga ssebo Mayiga alimba tanayogerako naka kabaka waffe ssebo mayiga alimukufeera baganda kabaka waffe yamu wamba er'ali mubuwamb'e Namibia 🇳🇦..............

    • @ahmedserunkuma9268
      @ahmedserunkuma9268 2 дня назад +1

      Olina obukakafu nti tanayogerako ne Kabaka, Nawe kenyini olimba wabadewa okumanya nti Katikiro alimba, ye mwajawa olugezigezi olubanja Kabaka, Kabaka asiima musiimi okulabikako eli abantu be. Ate namwe Bizonto mujje Kabaka mukamwa kamwe. lwaki temukiliza Katikiro kyabagamba. kilabika muli mulukwe lawakusanyawo bwakaba mwevfula ababwagala so nga temubwagala

    • @rachealnassozi1535
      @rachealnassozi1535 День назад

      ​@@ahmedserunkuma9268wama oli mutuufu mukifo kyokumusabira awonne buli kaseera bongera bukyayi

  • @nantongosharifa5040
    @nantongosharifa5040 2 дня назад

    Mzee Magala lekerawo okubikilira katikiro lwaki jjengo bwebamukubide esimu yajijeko
    Oyo katikiro mubano

  • @user-su3uq9is6c
    @user-su3uq9is6c 2 дня назад +2

    Magala oli mulungi mukulya enyaama ebya kabaka biveko ok okuze musajja gwe ffe TWAGALA KABAKA WAFFE ok lya nyaama yo bwoba bakutadewo tubuzabuza lya nyaama yoo nkuwe mbuzi 100 okuse ekibutoo tomanyiira Kabaka waffe kubanga otya omufereee Mayiga

  • @mirembefauzah
    @mirembefauzah 2 дня назад

    The name is Priscilla lwakuba ye mzee magala aligandawaza 😂😂 naliyita pilisila😂😂

  • @dejesusjohn7742
    @dejesusjohn7742 2 дня назад +2

    Wano muzeyi magala olimbyemu twala kabaka period

  • @NourahNasaka
    @NourahNasaka 2 дня назад

    Olaba Mr Sserwanja mayinja yabuzabuza abantu edwaliro jali Kabaka aliko ekikyamu kumutwe ate ye yatugambye yayogedde naye!!!

    • @nansubugaallen1352
      @nansubugaallen1352 2 дня назад

      Omuntu abuzabuza tabera mwesigwa wadde mayega mulimbanyo kyovolaba tetukyesiga byayogera

  • @GraceKevin-pz3ib
    @GraceKevin-pz3ib 2 дня назад +1

    Temwewunya nyo kuba atugambye ye Balikyewunya nze elyo erinya nditya era muja kukyewunya ngababagamba kabaka aseredde

    • @ssekitoolekosharif6924
      @ssekitoolekosharif6924 2 дня назад +1

      Era nakyo sikibi buli kitonde kiliina okuffa...era obuganda oba abaganda tukimanyi bulungi ne ntekateeka yonn elonda kabaka addako e manyiddwa

  • @user-rq3vq6dw8v
    @user-rq3vq6dw8v День назад

    Mr sabazonto nsaba ombulizako muzeyi magala nti ate omuntu bwabanga embwa oba ekibe kyekyamuruma ne bamujanjaba natuka naterbuka omutwe neyo family eba yabantu abagwaedaru

  • @PrincessAnitah-gi9el
    @PrincessAnitah-gi9el 2 дня назад

    Thx 4the show

  • @zuku1531
    @zuku1531 2 дня назад

    Naye nga gwebegayirira ebigendererwa bye okuwamba Uganda yabikutegeezaako?

  • @shahjaridha1634
    @shahjaridha1634 2 дня назад +1

    Webale kutuwereza

  • @ssekitoolekosharif6924
    @ssekitoolekosharif6924 2 дня назад

    Naye mzee magala omuzadde wa nsuuso lwayimbwa vicent muwonge akyaliiyo si bunjo...ate kayemba eyayimba ndi muyaye pure ye mzee bakiddawo

  • @chefasuman5845
    @chefasuman5845 20 часов назад

    Naye ka volume ka muzeei nga kali wansi nyoooo

  • @nanyongaagnes5820
    @nanyongaagnes5820 11 часов назад

    Ssebo gamulengejja yagambye tali mu mbeera mbi lwaki atulimba? Twagala Kabaka waffe mumatwale ge period

  • @MajjobaIsma
    @MajjobaIsma 2 дня назад

    Good evening

  • @NajjukoEsther-kl5jn
    @NajjukoEsther-kl5jn День назад

    Mzee magala kilabika katikiro yakugula KABAKA tomugeza kwebyo ebyabantu bo

  • @carolinahnasharo2848
    @carolinahnasharo2848 2 дня назад +2

    Ne mu luzungu babuza ,what is your name, not names

  • @ritassali1360
    @ritassali1360 2 дня назад

    Nakati kyakadamu ako kuvuma...sese gosh!

  • @rhonamusoke6971
    @rhonamusoke6971 2 дня назад

    Naye Muzeeyi Magala obadde okyalina omukisa tebanakuvvuma. Bakwagala bwagazi.

  • @ManyigaruhangaGideon
    @ManyigaruhangaGideon 22 часа назад

    Sound for Magala is lower than that of kidomole

  • @suziebristal1429
    @suziebristal1429 День назад

    Gwe nawe watutama kwetilirira nga ate amaziima ogamanyi nti Kabaka muwambe🙏🙏🙏🙏nze watama kwekoza😢😢😢todamu tutijirako na Mayiiga woo oba omwagala nyo genda omuweko🤘🤘🤘🤘🤘🤘 obuganda bugwawo oyasama #am sorry for that language but obulumi bututa#ndi muganda #ndi wa Lugave PAKA KUWULIRA BUBI

  • @Ritahpotabel
    @Ritahpotabel День назад

    😂😂😂😂😂Naye bantuwe mukaayanira obulamu

  • @fedape7252
    @fedape7252 2 дня назад +1

    Omunaku instead of working is demanding Kabaka 😂some Baganda needs therapist

  • @QueenofKyagwe3257
    @QueenofKyagwe3257 2 дня назад

    HAM MUKASA naye buli ewali embuga ye, enyumba ya mukyala we ya belanga ku bali. Ie amaaka age Kampala awo ku Rubaga Rd. Eyumba ya mukyala we eli opposite mwe muli Devine Restaurant,ate amaaka Ga ssekibobo gali ku right. Kubo lyw Rubaga lyr lyawula

  • @loveuganda7166
    @loveuganda7166 13 часов назад

    Mzei magala essabo lyakoma wa? Tokyalizimbye?mamma fiina yabivaako?

  • @NourahNasaka
    @NourahNasaka 2 дня назад

    Kituufu Kabaka asiima busiimi naye era no muntu gwebakugambye nti omutwe tegukula?banange tubeleme katikiro eyalemesa ne kasujju Lubinga okuyingira wadde mulubili

  • @user-ts6wr1un8g
    @user-ts6wr1un8g 2 дня назад

    Bannange mbuuza bubuuza: What is olukonvuba in english?

  • @nassejjemoureen7166
    @nassejjemoureen7166 День назад

    The name Priscilla just Muzei oligandawaza nti pirisira nayelinya lya luzungu sabazonto gwe oyokeza😂😂 mwebale tuwereza.

  • @nalubegajuliet9172
    @nalubegajuliet9172 День назад

  • @Kayangasanyuedith1845
    @Kayangasanyuedith1845 2 дня назад

    ❤❤❤

  • @serunkumajamiru1194
    @serunkumajamiru1194 2 дня назад +1

    Muzeeimagalatojabantukumulamwagwaakabaka❤❤❤❤❤

    • @naseemnayiga7032
      @naseemnayiga7032 2 дня назад +1

      Bwogubeelako ogendakkolawooki..?

    • @NabatanziHsckk
      @NabatanziHsckk 2 дня назад

      Mwesonyiwe muzeyi atuwe byamanyi so simwe kutuyasamila nga temusobola kuleta gamwa gamwe mu camera

    • @ireneshakira7577
      @ireneshakira7577 2 дня назад

      Ofuuse kiiso kya mbuzi????

  • @zaituninakanwagi5544
    @zaituninakanwagi5544 2 дня назад +1

    Hey 👋

  • @phionaakirapa4691
    @phionaakirapa4691 День назад

    Simububi mwami Magala, naye bwoba nga omuntu Kabaka gweyakwasa ddamula nga afuse mulabe we, tulina okuba abelalikilivu tunonye Kabaka tumutase. Nsubila bawe ebigenda mu maaso mu Gwanga obilaba. Omuyekela atumalawo nga tulaba.

  • @BandihaiThomas
    @BandihaiThomas День назад

    Mwaami magala nze nsaba tuyigira Ku byafayo byobwegugungo obwali mu buganda ne number zaabwo bwona..

  • @bettynajawharah5674
    @bettynajawharah5674 16 часов назад

    Mbu liva mukitongoleki?😂

  • @fedape7252
    @fedape7252 2 дня назад

    Naye boba’malaya ngatebabuza omuzilo Kika????? Ngamba tebikyakola

  • @hasiphahnajjemba713
    @hasiphahnajjemba713 2 дня назад +2

    Tubanja kabaka totuja kumulamwe gwe sebo 😢😢twagala kabaka wafe 😢😢😢😢😢😢

  • @Nakiyingi-rb5bx
    @Nakiyingi-rb5bx День назад

    Naye temutumalideyo mizizo zabantu jyabantu abatawasibwa . Naye Mayiga twagala Kabaka Ono muzeyi takugumya kuba ekituufu nawe okimanyi nti mwamuwamba

  • @user-vs9hf6nb9p
    @user-vs9hf6nb9p 17 часов назад

    But how old is Mr Magala.

  • @ritassali1360
    @ritassali1360 17 часов назад

    Mzy magala, oyo kabaka???

  • @frankssenabulya8654
    @frankssenabulya8654 2 дня назад

    😂😂😂😂😂Mbu abantu bavuma

  • @ratifahnakalema2345
    @ratifahnakalema2345 День назад

    ❤❤❤❤❤

  • @ang.1912
    @ang.1912 2 дня назад +1

    Muzeeyi Magala wano tugenda kwawukana mu kubanga nkukiririzaamu,
    Naye Lwaki bamukumiide mu kibululu????????!!!!
    Era Lwaki ali Namibia?!!!
    Talina makaage/embiri ze?????
    Nedda Neda nedda awo otulimbyeemu
    Tubuzabuzidwa nnyo ate nnyo
    NB. Twagala Kabaka wa Buganda/ Ugandans

  • @ssenkungumicheal3117
    @ssenkungumicheal3117 2 дня назад

    Sabazonto olimba temuwela 90%

  • @nansubugaallen1352
    @nansubugaallen1352 2 дня назад

    Mzei magala ,singa mayiga yavayo ngayogera mazima twandiwuliliza naye tayogera kituufu kyekituluma..yandikieiza omuntu omu gwetwesiga agendeyo amulabeko atugambe nti jaali twongere okumusabira kimala...kutubuzaabuza kyekitutabula

  • @SonyStyles
    @SonyStyles 2 дня назад +1

    Mukulu Magala ndi so much disappointed in you! Kabaka abeera wa bantu be, era baba balina okumanya ebimukwatako nga tewali kubayisaamu maaso. Gwe nga omusajja omuganda ( bwooba nga ddala oli muganda) olina okumanya nti mu Lubiri mulimu avunanyizibwa ku nsonga eyo, atali mukwano gwo Gamulengejja Mayiga.

  • @goldroberta4776
    @goldroberta4776 2 дня назад

    Magala😢

  • @battemike9466
    @battemike9466 2 дня назад

    Ppirisiira aliwa bannange

  • @davidlwere6809
    @davidlwere6809 2 дня назад

    Mwebale kuwereza

  • @LubeggaTonny
    @LubeggaTonny 2 дня назад +1

    muzeyi magala nsonyiwa mu naye simulambulukufu bwino we kunsonga ya buganda

    • @NabatanziHsckk
      @NabatanziHsckk 2 дня назад

      Kyeyina okumanya muzeyi tayinza kuyisa bwa Bwabuganda masoo newemunakolamutya

    • @rachealnassozi1535
      @rachealnassozi1535 2 дня назад

      Museveni akya bafuga nnyo kuba temukuma byama mubera mu kuvuma

  • @mutesijustine4463
    @mutesijustine4463 День назад

    Lwaki muvuma

  • @rachelkuteesa9214
    @rachelkuteesa9214 2 дня назад +1

    Uncle Magala your right . Naye people request for proper information.

    • @mattmatt6454
      @mattmatt6454 День назад

      Wano twogera luganda nga pulogulamu bweri sosi lungereza.

  • @matildakirabo500
    @matildakirabo500 2 дня назад

    Abagamba nti Owekitiibwa alimba, kati mwe abamanyi amazima mugatugambe bannaffe

  • @muyingoabraham2894
    @muyingoabraham2894 День назад

    Sabazonto webale kuweleza naye Mzee Magala yelabidde Cbs 89.2 Siya 2009 ya 2002.

  • @musokegodfrey8348
    @musokegodfrey8348 2 дня назад

    Omwami agambye abasajja baffuma

  • @hasiphahnajjemba713
    @hasiphahnajjemba713 2 дня назад +1

    Magala sebo twagala kabaka wafe ani yamuwa obutwa wawulila museveni agamba nti kabaka ayina kuvawo kati Magala byoyogera sibitegela batuwe kabaka wafe totuja kumulamwa sebo Magala

  • @ORTA-k8y
    @ORTA-k8y 2 дня назад

    Olinga etakkooooooooooooo magala😮 mbunaye mugamda

    • @NabatanziHsckk
      @NabatanziHsckk 2 дня назад

      Kale gwe omuganda jjangu otugambe ebibyo omanyi mulowoza muli bagenzi nga ate mwe basiru nyooo ekisembayoo

    • @rachealnassozi1535
      @rachealnassozi1535 2 дня назад

      Mukyakolimirwa nnyo nga muvuma abantu

    • @ireneshakira7577
      @ireneshakira7577 2 дня назад

      Bweguba ng'ogwo omutwe gwogenda nagwo mu uganda empya oyinza obutatuuka😮😮

  • @user-wh2no8ny1j
    @user-wh2no8ny1j День назад

    Tr

  • @ahmedserunkuma9268
    @ahmedserunkuma9268 2 дня назад

    Mwe Bizonto mukimanye nti Kabaka asiima busiimi kulaba ku bantu be. ate bwino mulina mujja wa Katikiro. bwemunyoma Katikiro mubela munyomye Kabaka, Kabaka mulwade naye buli kasera kabaka temulina byakola, mwefula nti mwagala nyo kabaka ngate mulimba. simanyi lwaki temukiliza Katikiro kyabagamba . kilabika mwe bamulodo kayi