Naye obulokole sibwangu nga tonasumululwa banange ekikolimo hooo nebwosaba kilemerawo naye abasumba abasomesa mwebale nyo i salute u pastor TOM MUGERWA
Kyoka Ps Tendo embooziyo yetaaga film. Bagisomekka mumpapula eyingile nemu award zensiyonna. Mukyala Tendo webale kuguma, ombeeredde ekyokungumya nange njakuwangula embeera eno. Ate wakilikonze nkola.
Bambi all my appreciation goes to mukyala Tendo abakyala ngabo tebasangika,ate ekizibu okitegera emitima gyabantu nga tetutuuse mubizimu,thanks so much mukyala Tendo for loving ur husband unconditionally
Eeeh!!!! Naye banage Mr. Tendo if we relate the life of kiseka your fellow workers naming a snack you're name and how you're looking right now, it's enough to tell that God is able and there is nothing impossible in his sight. .
Banange owaleero anseseza ate nga bwankaabya. Pr. Tendo webale kuyimirira ne family wadde mu bizibu. Amazima oba oyagala okusasula akubanja naye nga tolina. Mukama Alina ebigezo...edungu teliyitikamu
Mukwano... nange nabadde nga ndaba nayitawo nendaba wetwayita amaziga ne gayiika😢😢. Naye yebazibwe mukama atatuleka kumalibwaawo wakati mu muliro omungi
Ako kastory nakawulira mu nayitawo wa mummy betty ....kasita ontegede amazima leero....😊😊😊 ate naawe mummy betty ojja kuzaala abalongo linda dad Nathan awone .....obunabbi mbukuwadde nze
Actually, she prayed for me, encouraged me, just know that she didn't even tell her brothers ate nga baali bulungi.. she always waited for what her husband could provide. Just know she is exceptional nange mwewunya nyooooo.
Nange ennaku enumye mummy betty njakujja ku nayitawo naye katonda akusanyuse pastor tendo dubai tufune abakutwala ne nsi endala ogendeyo yye ssala yange ate ne family.....
Naye obulokole sibwangu nga tonasumululwa banange ekikolimo hooo nebwosaba kilemerawo naye abasumba abasomesa mwebale nyo i salute u pastor TOM MUGERWA
Olugendo lwabwe lukabya amaziga naye katonda nga bwari omulamu teyabareka ekitibwa netendo bimudure Yesu waffe 🙌🙌🙌🙌 mukyala tendo mukama akusanyuse era abawangaze mwembirili🥰🥰🥰
Mukyala anet webale kwagala pr tendo mubulungi nemububi 🙏🙏
Twebaza katonda orwekisa kyawade mummy betty Kuba abayimbi bona abemabegako tebakyari active naye mummy betty okyari kumuramwa twebaza katonda era mukama akwongere ekisa🙏🙏🙏
Banange 😢😢😢😢😢may God bless the Lady hooooo abakyala tugumira bingi
For sure that woman deserves the best and may God himself rewards her because it's not easy More blessings 🙏
Amen
MrsTendo is awoman of proverbs31. Lord help me to be like her.. God bless u mkn
Amiina
Amen 🙌
Ooooh God let me be like Mrs Tendo eeeeeeeeh woman of proverb 31
😅😅😅😅 wabula nfaaa eseko banange Mum webale kureta pastor Tendo ,mbu mpa ki tendo
Mukyara tendo mukama akuwe omukisa ❤️❤️❤️one on a million
True and very true❤
Kyoka Ps Tendo embooziyo yetaaga film. Bagisomekka mumpapula eyingile nemu award zensiyonna.
Mukyala Tendo webale kuguma, ombeeredde ekyokungumya nange njakuwangula embeera eno. Ate wakilikonze nkola.
Nze ngenda kuwandikamu film oja kujiraba nga efulumye nja jiwereza mummy ompade olugero
We have a powerful God who make impossibilities possible praise God for pr Tendo
Though they went through fire , they never turned their back from God...kikulu nyo banange. We're really blessed and have learnt a lot
Amen
Bambi all my appreciation goes to mukyala Tendo abakyala ngabo tebasangika,ate ekizibu okitegera emitima gyabantu nga tetutuuse mubizimu,thanks so much mukyala Tendo for loving ur husband unconditionally
She is amazing ❤
Mwebale kutuzaamu maanyi mukama abawe omukisa 😊
May God bless mrs Tendo bambi .such a woman deserves all the love and honor, outings every day.and pastor thanks for remembering her
She's amazing and exceptional ❤. Outing everyday mukama mulungi awulira okusaba
Bambiii Mrs Tendo Mukama akuwe omukisa mukadiwe mwembi n'omwami wo, nze ndi emotional 😢😢
Oh dear. Amiina
Thanks a lot for the good advice pastor Betty may the God add you more anointing in Jesus name amen
Byonna mwabiyitamu naye nga family yo togisuulawo bambi Mukama akuwe omukisa
Eeeh!!!! Naye banage Mr. Tendo if we relate the life of kiseka your fellow workers naming a snack you're name and how you're looking right now, it's enough to tell that God is able and there is nothing impossible in his sight.
.
God is amazing, they can't tell what God did to get me out.... banange😊
😂😂😂 naye Salongo the way u tell a sorrowful story in a funny way makes me laugh 😂😂😂
That's who I am, they're no other ways of bringing it😂😂
Oh God we praise you for Pr. Tendo's testimony
Mukama mulunigi 🙌🙌🙌🙌🙌🙌🙌🙌🙌
Nalongo be blessed so much 🙏
She is one of a kind ,one in the millions 😊
my the good lord richly bless you and keep you Pr Tendo with family ❤
Amen and amen
Indeed
Mr tendo obujulizi bwo abadde katonda mrs tendo God bless you abundantly
May God give u what your heart desires (Mr & Mrs Tendo ) the testimonies were wawu l learnt somany things since l started following you
Amen, glory to God
Mrs Tendo Annet thank you very much for being patient.
Katonda akumanyi era nsaba akugulirewo enzigi n'amakubo ga sente mu linnya lya Yesu Kristo gwe mpeereza, amiina amiina
Amen 🙏 🙏
Mrs Tendo u are a hero , thank u for being patient dear may God bless u all
She is a precious gift from God. Yandindeseewo
God bless you Pastor Tendo
Amen
Bambi Driver mukama akuwe omukisa ne mukyala Tendo mukama akuwe omukisa olwobugumikiriza mkn
Mukama yeebazibwe ba mkn mwebale kuwereza pr.Tendo bwaba nayitawo nange sobola mu linya lya mukama waffe yesu .
God bless Mrs Tendon for being patient amongst all hardships u went thru,may all women carry the same
Amen
Tukyageda mumaso so great ❤❤ pastor Tedo mukama katonda akogere omukisa
I really thank God for Mr Ttendoz testimony,,indeed there's God
Amen
Praise God online members 🙏🙏🙌🙌
BEAUTIFUL SOULS
Mamy ako koyogede wakogelako mu nayitawo ekemitwalo etano😂😂😂😂😂😂😂
Banange owaleero anseseza ate nga bwankaabya. Pr. Tendo webale kuyimirira ne family wadde mu bizibu. Amazima oba oyagala okusasula akubanja naye nga tolina. Mukama Alina ebigezo...edungu teliyitikamu
Mukwano... nange nabadde nga ndaba nayitawo nendaba wetwayita amaziga ne gayiika😢😢. Naye yebazibwe mukama atatuleka kumalibwaawo wakati mu muliro omungi
Amiina @@woundshealedonthecross-ten5301
Thank you Ps Tendo for your detailed testimony. We lost your contact...it was in one of the videos. Atleasr email.
Wabula mukama yebale bayisawo
Amiina
Abakyala abaguma tebasangika
True
People come from far glory to God who causes us to truimph
Ffe ekindazi ekyo twakiyitanga "muno mukabi". Naye ku Tendo kwenkomye otegeera 😂😂😂😂😂😂😂😂
Praise God 🥰 🙏 brethrens 🙋♀️🙋♀️🙋♀️Thanks mummy Betty Kisakye for the advice and words of wisdom in the beginning of the program be blessed all.
Mummy Betty muwanguzi Mukama Katonda akuwe omukisa kulwobujulizi butuzamu amanyi 😢😢kubanga bingi byetubyitamu nga tumanyi teli suubi oba kyakudamu naye Mukama yakuleta lwasonga Mukama agazinye esalozo
Naye obwavvu fire😢😢😢
Nze nakyawa obwavvu Kuba sitani yennyini😢😢😢
Obwavvu mpologoma banange...😢😢😢
Naye Mukama nkwebaza kurwa pr Tendo 😂 toyinza kuwuliriza bujuluzi buno nosigala kyekimu nadala nga tosese 😂😂😂
That's true pastor
I have really learnt that there is no permanent situation in this world but we just pass through there for God to be glorified
This exposed is really the situation we have been passing through with my husband
@EsohtherAbuzeki.... oh dear, God is aware of everything
Mummy, katonda bweyalaba nga Adam awuubadde, namwebasa namukolera omubeezi amusaanira (perfect much) buli bwofuna olubirizi lwo , nemusisinkana ebizibu mukaaba mwena,naye bwofuna olutali lubirizi lwo lukunyiga nowulira bambi mukama abanyweze nebwemugaggawalanga.
Ali Naffe. He is protecting our marriage
Amen Mum thanking you for securing some of our soul🎉🎉🎉🎉 more blessings and peace
Naye bananga,ekikorimo kibi naye mukama atuwe omukisa🤭🤭🤭
Yessss
Pastor Tendo is twine brother but me am still in the struggles I need his prayers
Oh dear, may God see you thru
Wawooo Groly be to God, am waiting how God delivered him from such situation
Thanks mum for hosting him, am learning
Mrs Tendo you a good wife l like you dear
Whenever mumie Betty laughs ngeno nange nseka😂😂
Mummy webale obuwereza bunu
Thank you for sharing Pr Tendo
All the glory goes back to God Most High
Wabula ekyikolimo kyakutawanya Pr. Tendo! The day you will ever do bad by Mrs.Annet Tendo oliba owedde! Mukama alikuvaako.
Mrs TENDO thank you so much dear For being a beautiful wife 💖
Yes, she is even more
Ekindazi bakyiyita tendo😂
😂😂😂
Pastor tendo nsabirako nzimbe ennyumba ,ennyumba yange omulimu gwe ndabirwamu njakugukuwa .....mukama nsasira
Praise God Nayitawo family
YESU olina amanyi naye obwavu 🔥 mukama tusumulure mubwavu
Please am here waiting 🥰🥰🥰🥰🥰🥰🥰🥰🥰🥰🥰🥰
Mulimbera mukama asigala ye mukama nayitawo .pr tendo webale kuberira wo family yo amazima waliwo basanja banji tibasobola kubererawo family zabwe
Amiina mukwano
Mr Kisakye and mummy more blessings in Jesus his name amen 🙏
Credit mummy Annette agisaana......tomulekanga bambi zaabu yenyini
Sisobola, kati along oyo munoonye wa mukwano 😅
I've laughed so loud about that kindazi nick-named Tendo😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
I’ve really really enjoyed Pastor’s stories, it’s really interesting and inspiring.
Praise God mummy, thanx for the testimony pastor Ttendo
All Glory goes back to God
May God bless Mrs.Tendo and grant her all her hearts desires
Obwava is so painful than HIV anyway nange jaguyitawo
Oja kuyitawo
Yesterday I watched the episode of baffu and asnake but all people have problems buy the difference is the experience. Iwas scared of that
Yes, u r right
Me I stay at Namungoona, ndabawo awo wogamba ngoserengeta ku national housing
After national housing nga oserengeta nga tonatuuka mu kkoona eridda ku luyinja.. in the middle there
Ako kastory nakawulira mu nayitawo wa mummy betty ....kasita ontegede amazima leero....😊😊😊 ate naawe mummy betty ojja kuzaala abalongo linda dad Nathan awone .....obunabbi mbukuwadde nze
😂😂😂😂 nsese ndabye mummy betty anseka wadde caption ya nnaku ekilunji pastor salongo tendo yayitawo
Tusanyuse nnyoo obalabako bantu baffe....pastor tendo atunyumidde nnyoo era atusanyuse nyoo omulabako🎉
Naange ennaku enumye naye lumu njakuyitawo olaba pastor tendo yayitawo nange njakuyitawo ,yesu wange
Ojja kuyitawo mukwano, katonda Ali wamu naawe
Bambi😢😢😢wabula obwavu bubi nyo hooo
Actually, she prayed for me, encouraged me, just know that she didn't even tell her brothers ate nga baali bulungi.. she always waited for what her husband could provide. Just know she is exceptional nange mwewunya nyooooo.
Sincerely God blessed you with a wife.Kirabo kyennyini
Yakutunulira bambi ndowoza doctor kkoyye kakusonyiwe bambi........
Byampuna mukwano
Nebaza nyo mukama buli lunaku eyakuwa omukazi omu mubatasangika .okuva mukutandika
Amiina nnyoooo
Nange Nunez kuwulira ❤❤❤❤❤
Banange obwavu n'obupangisa biruma 😢😢😢
Nange ennaku enumye mummy betty njakujja ku nayitawo naye katonda akusanyuse pastor tendo dubai tufune abakutwala ne nsi endala ogendeyo yye ssala yange ate ne family.....
Amiina mukwano. Katonda wa kisa nnyo ajja kukuba ekkubo tutambuleko
Eeee I thought am number one but ohh mukeera
Muyina story ne mukyala wo annette mpulira essala evva ku mutima gwange njagala mugagawale nnyoo ne mukyala wo pastor tendo
Wulululuuuu. Amiina mukama agiwulidde. Thank you indeed
Oh my god mummy again pr Tendo ok am waiting
Omukoye tumujjewo ??????
😂😂😂😂😂mummy ne gold temukisusa nnyoo naaye naffe dad Nathan tumwagala nnyoo king ,prince,land lord.....
Wendi nnyoo namanyi tubalinze bantu baffe, yesu tukwebaza olwe kilabo kyo bulamu ssebo.....ameen
Ako ka part ka emitwalo ettaano zabalongo nkajjukila😢😅🤔🤔🤔
Bambi driver eyakusengula mukama amuuwe omukisa bambi....naye pastor tendo oli risk taker bambi nti wandigumye nakuuuba....
Yeeee mukwano, ate nandikozeeki gwe bwoba olaba. Nali saying sente
Eyaali ayagala okusiiba pastor tendo yakusiiba oba yakusonyiwa ebanja salongo!!!!waffe
Yansonyiwa, era yoyo eyagaana 200k nazindekera era he is one of my best friends
@@woundshealedonthecross-ten5301 Ameen nnyoo pastor tendo....
For sure pastor
Ekindazi ekyo bakiyita muno mukabi
Mummy betty amazzi go kunywa ngenda kuwereza nze mukwano!!!kaninde guno mwezi gugweeko .........