Naye banange omusajja yeyogeza. Ekyo kyakuyiga eri abàtandika relationships to stay with one man until you separate to get another one. Thanks Mrs.Nakachwa
You are doing good work but the programme is very dull at the end . I wish you borrowed a leaf from Joan Luke on how she gives out the results. Yours is very dull and not helping the team.
Banange abantu banji mu Uganda abantu abasinga mwebase muli nabaana abatali bamwe muzukuke mugende mukebeze abaana bamwe b4 it's too late obwenzi no buvuuyo bungi maaka women plays games alot. ..,even men too kiswaza omuntu okubba nemizze anyway thx madam nakakwa
Webale kuwereza Muky Nakacwa
I love the way the doctor talks
😂😂😂😂Hoo! Maama twala abaana ewa kitabwe omutufu. Wulululu, abakyaala muzaaleko ebweru. Mukazi munnange guma otwale ababili ewakitabwe omutufu
Abakazi mulekerawo okwendera maka gabasajja sibilubgi
Mukyala nakacwa webale kuweleza
Naye banange omusajja yeyogeza. Ekyo kyakuyiga eri abàtandika relationships to stay with one man until you separate to get another one. Thanks Mrs.Nakachwa
Naye abakazi naye nze bwemba manyi ekituffu siremerako Kati oswadde mukazi wattu
Nange sisembela hahahah
Kika
Amiina,kissajja gwe orina agayisa agavundu,noyo omwana omu gwofunye,nze kinumye okubeera owuwo kuba torina njogera
Kikulumye ???? Obutabela nenjola ekyo kitegeza nti tayinza kuzara ye asose okwogela obubi bana Uganda banange nga mwogela bamukuwe ofuke kitawe
@@brendahkukunda8445webale kumugambakp
Naye amanya gabaana nga gangeri ,,,eee
Awoooo wewali tagali hehehe kawedemu
Kiswazza bakazi banage
Nabakazi mwedeko mutuswaza banaye
Wama oyogede burungi.
Bulyomu aswaala lulwe, nze sikyanenya mukazi yenna mu nsonga za mukwano
@@kabandasue9541 haha wama
Doctor u talk too much nawe, read results tulina bingi ebyokulaba
🤣🤣🤣🤣🤣
😎😎😎
Mukama tusaasire abaana balenzi Kati obatwala wa okuleka okubabonyabonya munsi munno
Naye DNA kiki temutureka netu majjalata nga abasajja bwe ba sajjalata😂😂😂😂
😂😂😂😂
🤣🤣🤣🤣
Abakazi Mulekere okusiba abasajja abaana
Kizibu omukazzi okuzaala ebweru singa omusajja atukiriza obunanyizibwabwe, gwe olowooza lwaki omu wuwe ate abalala sibabe?.
@@katopaul6834 good enough olimusajja kyoba omanya abakazi abenzi jebali nga tebamatira
Let tell you dis waliw'omukazi yafumbirwa Ngalina olubuto ngakimanyi ngalwamwezi gumu weyamala okuzala nadayo mbu bamale ekizadde nafuna nolulala ngatayagala Musaja kubimanya taata wabana ngatalina kyamuwa kubabiri ani mwenzi
Ekyo teri atakimanyi nti abaana ba first born kumpi 70% embuto abyakyala bajja nazo kati oyo ensobi jeyakola kwekudayo mbu amala kizadde!, Naye tekitegeeza nti babera benzi kuba babeera tabanasalawo ani mutuufu okusinzira engeri jebalimbibwamu Embwa z'abasajja be UG, Naye singa omukazzi okuzalira abaana 2 then nazaala owo 3 nga siwuwo manaya nti omusajja gwe aliko obuzibu, abakazzi bayita mubizibu binginyo mubufumbo okusinga abasajja naye abasinga bagguma, Gwe kubamu akafananyi nti mulirwana singa abeera yegomba mukyalawo kyokanga alina sente ezikubisa muzizo by 100 kyoka bw'okomawo awaka ebizibubyo ebyasente obimalira kumukazzi nga omuyombesa ebyekisiru gwe olowooza kiki kyakola nga nakameeza oleka 7,000??..
Fena munange tuguma gwate tunazala muli musajja kiswazanyo omukazi okubera nabaana 5 mubasajja 4 oba 3 kiswaza fenatetuli bulunjinyo
Banange kino ekisajja kilinga amaziii kyeyogeza nze nsanga biyise kasigale single
Banaye a bakazi byemukola enaku zino bikabya
Bambiii mukanziwantu
Nze I remember that day naye hooooo the good thing I wasn't on TV naye maama I just thank God nti results zavayo nga zili good
Abaana abasoka Bona tebabera bamunju omwo
Fast born tetuba na kika
Katala is the man
Naye banange abakazi mwebereremu jangu okolerere abaana bbo
Asooke amanye taata wa baana omutuffu Kati bwava munsi Kati basigalawa
@@hustlersontop7401 kyogereko mwana gwe
Nze mbade njagala ogusajja ogwo guviremu awo. Kuba tegulimu makulu. Agasaaja gatusula mu nju. Negarowoza nti teturi bantu. Wama omukyala nze sikunenya
Gusajja?
🙆🙆🙆🙆🙆🙆
Dr. This is not a biology class please.
Abasajja enaku zino mutulemesa okweyiya naye nze nina abaana mukaaga naye buli mwana amanyi taata we
Ehh ngawatambuza ensujju
@@hustlersontop7401 🤣🤣🤣🤣very much
Ho.bameka.nawe.no.towenaaaa
@@sarahalsarah5821 ate nkyalya ela jenvude siida
Labanno abadde yeyita ennume ey'olulyo bamuzaalira buzaalizi 😂😂😂😂😂 ate kukyayenda nyo mpozzi nga nammwe mukyusizza mu mpisa zammwe 😏😏
You are doing good work but the programme is very dull at the end . I wish you borrowed a leaf from Joan Luke on how she gives out the results. Yours is very dull and not helping the team.
Banange abantu banji mu Uganda abantu abasinga mwebase muli nabaana abatali bamwe muzukuke mugende mukebeze abaana bamwe b4 it's too late obwenzi no buvuuyo bungi maaka women plays games alot. ..,even men too kiswaza omuntu okubba nemizze anyway thx madam nakakwa
Banange okugatika abasajja kibi nnyo bakyaala mulekerawo Kati abaana abo ddala mubonyabonya baaki
Ekisajja kisiru wamma walyoka nozalako ebweru mukazi gwe oli mugezi
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Cissy Nayiga totude mwanagwe oyimilide buyimilizi😀😀😀😀
😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂
Kyo bwekyetagisa ozaalako mu kika ekirala.kati nga ozaala abaana bona mu mbuzi nga eyo.yewamalibu yayasama
Naye nze newunyiza ono omukazi nebawe bafanagana oba namwemwakirabyeko
🙆♀️🙆♀️🙆♀️
Aya basi.... hoooo
Wabula abakazi tuli kuki
Doctor otumarira obudde tukira kunsonga totukoya
Ekisajja kyekaza mbu namulabilawo nga bona wali obeegana gasiya gweeee
Laba esajja lino okweyogeza
Nagabwe Jamiru nti oli nume eyaza ekisibo naye nga tozala bakuzalira oluwaolabye kyekugabye mbu nume yalulyo
Ekisize pkunyira omwami no mukyala munange bafanagana
😁😁😁😁😁
Banange abakazzi be Uganda benzinyo nyo, nyo.
Hahaha hahaha hahaha mpozi gwenyabo oliwawa
Annettee Kuteesa Ha, ha, haa.Nkutegela Nyabo, naye bambi sakulila mu nsi yange.Ensi gyenakulilamu abakazi abafumbo tebatelanga kwenda.Aids yatandikila Uganda bambi.
Katonda wange kaale singa wayogera ekyitufu
Naye ekisajja Kino kimanyiira nnyo
Kimayiila ki, olabika olina akaze kekamu nga aka omukazi oyo.
@@pipicax9745 nedda sebbo engeri jayisamu omukazi maama womwana we siyabuvunanyizibwa
Hahaha ennume eyolulyo ate ezaalako omu yekka?
Etuswazizza nyo
Kisinzila abakyala tutelango okulumya abasaja netutabawa Budden
Doctor ananaagira ki?
Naye abakazi obwenzi bwaki otuswaziza nyo banange
Oswala nani hmm
Doctor u over talk
Were is part cccc and ddddd
Doc jst read the results no need to talk much
Hahaha
Banange bilumya omutima
Kyoka banange bino bizibu.Omusajja yalinga ludawa???
Omukazzi nazala abaana ababili balamba ebwelu??□□↑↓