If Iddi Amin was stil a president it would have been better because no one would go if we have everything in Uganda . Thanks for your lectures. And men stop mis using women's money when they are abroad.
Me am going back to him alhamdulillah since I left him till nw But seriously sikyangu enumber esinga bawukana kubanga abasajja balikubyeeyo batega engalo boyi kyoka ekinyiiza nga baawo takuwa budde kiruma😢
Obukodo bwa basajja bwebutula okujja naffe tunonyeko ezafe even some of loose hope and think this is what Allah wrote on us that we are to suffer forever
Nze twayawukana, kyava ku nsobi ze, nga akasente kemuwereza akolamu bibye. Bambi yanzanya kifiriza, teyansaasira nti ndi ku buddu obukambwe akasente akawe ekitiibwa. Okuva 2018 March ppaka leero January 2025 ndi mu buddu mu Buwalabu omwami wange yandyaamu olukwe newankubadde namugumikiruza nga ndowooza anakyuusa ppaka lwenatendewalirwa. Sisobola kudda mu bulamu bwe era kyankola bulungi nga teyampasa mu Mateeka ga Quran oba Bible wadde tulina abaana 2. Afune omukazi omulala nange nkomawo Uganda kwefunira musajja mulala naye abaami baffe mwaalibadde ba kisa nnyo nemutubererawo ku lwobusente bwaffe bwetutobera amaka okuba obulungi. Gwe amulina nga azikwaata bulungi nkwegayiridde nawe mukwate bulungi kubanga akwagala. Sister wange yakola 2yrs and 8 months only naddayo nga akozese capital we 10m era aguze ne plot ye 10m ali bulungi nnyo ne bba kko n'abaana baabwe kubanga bba yamubererawo mu myaka egyo ebiri ppaka olwa leero. Kitegeeza bangi abakyala abo abazzeeyo mu bufumbo bwabwe after kyeeyo mu Buwalabu era bangi abakyala abo abafiiriddwa obufumbo bwabwe after kyeeyo mu Buwalabu. Byonna Mukama yasalawo.
@SHARHU-ISLAM-MEDIA Sinaba kuddayo. Nkyatoba mbeere bulungi. It's now 7yrs simanyi Uganda bwetunula ndi ku ddungu kuno. Nsaba Allah ampe ekisa nange ntuuke ku buwanguzi yarabbi.
Wallahi mazima sheikh ❤❤❤❤❤
Mukama nsaba Ompe omusajja 🤲
Asalaam alaikum walahamturah wabaraqatuh our sheikh thanks
WAALAIKUM ssalaam waarahmatullahi wabarakaatuhu thanks for appreciating
Walaikum muslaam warahumatullahi wabarakatuh
If Iddi Amin was stil a president it would have been better because no one would go if we have everything in Uganda . Thanks for your lectures. And men stop mis using women's money when they are abroad.
😢 shukuran sheikh May Allah make it easy for us all women but me Alihamhamudulillah am really good Masha Allah in Jordan dear thanks again
Thanks for appreciating our shk
Nsaba wakitibwa Allah atumalire yaraabi atuwe entekateka enungi yaraabi.. ompee omwami anentegera.. naye sibyangu Allah yasinga okumanya 😢
AAMIIN yarabbi
EKIBI abamu mulina waasiwaasi nyingi KU sente temulina buguminkiliza that's why you end up going abroad
Amazima galinti kituufu abasajja basindika bakyala babwe kubyeeyo,naye ebula lyemirimu mugwanga kyekikulu, economy yenaku zino nobulumu bwe Uganda obwokweyiya tebusobola kumala ate omusajja okuja kukyeeyo kiri expensive okusinga omukyaala,ba maama baffe baagumira obwaavu kituufu nayi babeeranga ku bibanja nga balimira baana baabwe kati ebibanja government yabitwaala tugula okuva ku kawunga ka muwogo luli emere yavanga munimiro nenva naye kati olina okupangisa wewebaka ogule ekyokulya ogule amazi,buli kamu,so omwami beosindika omukyaala okukola sigala nga oli muntu mulamu nomukyaala ajakuda mubufumbobwe bwooba osigade omuyisa nga mukyaala wo sosikumyisa nga omupakasi nti zaakolawo zoolya saako nokusanyusa abalala.
Point noted
Thanks, you have said it all
For sure nabasaja nabo tebaagala
Mazima all our youth we spend them in Kadama which is not good😢😢 Naye me am going for good i will not come back again inn shaa Allah
Me too excitement has taught us too much
Asalam alaykum warahumatullahi wabarakatuhu y'all ❤❤❤ Alhamdulillah 🤲☝️ for the gift of life and Islam 🤲
WAALAIKUM ssalaam waarahmatullahi wabarakaatuhu
Mbeera naffe obufumbo tubwagala naye abasajja abobuvunanyizibwa tebarabika nategedde nti obadde kuky'eyo ayagala gwe ABA amulabirira nsaba Allah atuteebese abasajja abatufu🙏🥹ya Allah 😢
Ameen yaa Rabbi, nze kino kyoyogedde omusajja we Uganda ennaku zino n'owange bwatyo kyokka omutunulira namaso negakuluma olaba ansaba mpapula zaka plot kange mbu anti ebintu byaffe fenna😂 kale sisobora muwa sente zange
OBUGUMINKILIZA MUBUFUMBO KYINTU KYIKULUNNYO
Subhana'Allah
Everything comes with the situation we are now, but it's painful and nothing to do just know that " Allah is the most forgiving.
gwesebo.ensiyacika.mwogerekubirara.❤❤❤
Gwe sebbo it's u to work for yourself and your wife and your sisters as well so ebyo byogamba mbu ensi yakyuka ....temwagala kola
Ensi yakyuuka kyogamba slavery atandise Kati? , otegeezaaki 😎 respect for the Imam 😔
Ne Paul Omutume atenda Buwalabu ebbanga lyeyamalayo alyooke agende e Damasiko. Soma Abagalatiya /Galatians 1:17.
😊😊😊😊
Kale wulira bwojuliza Paul wano
Yali muntu nga gwe. Era bwoba ososola, zinsaanze nze.
Damasico eli luddawa
😂
Subhan Allah 😢
Kituufu nnyo abawala bangi nabakyaala kyokka wetusingila okubala ate abasilaamu abalungi
Ohh Allah plz when am back In Sha Allah please get a Man 🙏 💍 yarab
INSHAALLAH
Aslm aleiukm ww
@@rahimkyazze7851 waleikum Salam warahumatulah wabarakatuh
May Allah accept
Ambansinga Yeyo eduwa njetwensambi Yallahbih tusamba ALLAH Akirize YALLABIH behevin ALLAH 🙏
That is wat was said by Allah(S.W) LOONG TIME AGO
Insha'Allah
Me am going back to him alhamdulillah since I left him till nw
But seriously sikyangu enumber esinga bawukana kubanga abasajja balikubyeeyo batega engalo boyi kyoka ekinyiiza nga baawo takuwa budde kiruma😢
INSHAALLAH but yongelamu edduwa
Walayii seki
Imaam abasajja basusse okusindika abakazi okukola bo nebasigala ewaka ate bweba a awo nebawasa gweyasindika okukola nga amufuula abakolerera
Tusaba ALLAH ATUSONYIWE
Sebo mbadde nsaba nange munyambe wali wo shake adam Alina ne company eri nansana naye yabba sente zange zenakola asaudi arabia naye nsaba abasiramu munyambe kubanga nebwemukubira essimu takyajikwata
Use another phone number to get him or get someone on the ground who can reach him
No body wants it but the situation of edibota zabasajja with no sense
Bwekili naye namwe temuli bangu
Abasajja muwase kubakadde. Lwaki mulwanila abawala abaato.
Nabbi beyatugamba
Ekisajja kyewalikubye bitiitibya abakazi than abaana babwe abamu babaloga abalala love ebawenza naye nze nkimanyi abasajja abasinga baagala neberabira abaana babwe guli musaayi gwo
Point noted
Atanayiyita yatenda nyina okuffumba, it's as if you are akid you really don't know what women go through with those men
Nze sheikh nakyawa kitange maama muto akuvuma,nakuwayiriza ate nakuuba ne taata weyandanga ekka naye nakuba kati nakulwa naye taata anegayirila nekaka naye omutima gwaffa nsaba mubulirire kubasajja abawasa abakazi abate omwana gwasanzewoagenzeko omutwala nga owuwe Kuba teli Amani nkyaye
2ndly. Those women too wat go for work in Arab countries
Obukodo bwa basajja bwebutula okujja naffe tunonyeko ezafe even some of loose hope and think this is what Allah wrote on us that we are to suffer forever
abakazi abakawalabu bebazibu abasaja bangu nnyo 😁
😂😂😂😂
Banna Uganda tuyina okwegatta. Teri kigenda kutubonyabonya nga buli omu kwagala kweyiiya yekka
insha'Allah kakigwe sida
😂😂😂😂😂
ANTI MUSOMESA ABAVUBUKA OKUWASA NGA SSIBEETEGEFU MUNSAWO MBUNNO WASA ALLAH ANAALEETA MAALI, THAT'S NONSENSE,NOOKUWASA ABAKAZI ABANJI MBUNNO MAALI ERIJJA EBIVAAMU BINTU KUGAANA NGA OMUKAZI ANOONYA JAALAGA AFUNE EMMEREYE NAABAANABE,BASSEEKA MWOONOONYE OBUFUMBO MUBUSIRAAM MULEKE KULANGIRA BAANA BWAABANTU
Olimbaki
But ba imam inshallah tujjakudda tuffumbe
@@NamiiroFirdaws mutuwe ku dduwa zemukozesa 😂😂😂
@SHARHU-ISLAM-MEDIA we trust Allah that's all
@ kale gwe ojila wegunya onambuulila
@@SHARHU-ISLAM-MEDIA I think kwegumya bcz remaining one year and six months
@@NamiiroFirdawsINNA LILLAHI WA INNA ILAIHI RAAJIUUNA
Nze twayawukana, kyava ku nsobi ze, nga akasente kemuwereza akolamu bibye. Bambi yanzanya kifiriza, teyansaasira nti ndi ku buddu obukambwe akasente akawe ekitiibwa. Okuva 2018 March ppaka leero January 2025 ndi mu buddu mu Buwalabu omwami wange yandyaamu olukwe newankubadde namugumikiruza nga ndowooza anakyuusa ppaka lwenatendewalirwa. Sisobola kudda mu bulamu bwe era kyankola bulungi nga teyampasa mu Mateeka ga Quran oba Bible wadde tulina abaana 2. Afune omukazi omulala nange nkomawo Uganda kwefunira musajja mulala naye abaami baffe mwaalibadde ba kisa nnyo nemutubererawo ku lwobusente bwaffe bwetutobera amaka okuba obulungi. Gwe amulina nga azikwaata bulungi nkwegayiridde nawe mukwate bulungi kubanga akwagala.
Sister wange yakola 2yrs and 8 months only naddayo nga akozese capital we 10m era aguze ne plot ye 10m ali bulungi nnyo ne bba kko n'abaana baabwe kubanga bba yamubererawo mu myaka egyo ebiri ppaka olwa leero.
Kitegeeza bangi abakyala abo abazzeeyo mu bufumbo bwabwe after kyeeyo mu Buwalabu era bangi abakyala abo abafiiriddwa obufumbo bwabwe after kyeeyo mu Buwalabu. Byonna Mukama yasalawo.
Naye owoza nyo kale osinze
Naye 90% tebaddayo kkiliza oba ogaane
Gwe waddayo ?
@SHARHU-ISLAM-MEDIA Sinaba kuddayo. Nkyatoba mbeere bulungi. It's now 7yrs simanyi Uganda bwetunula ndi ku ddungu kuno. Nsaba Allah ampe ekisa nange ntuuke ku buwanguzi yarabbi.
Bulijo manyi nti ndi nzeka gwe balyazamanya entuuyo 5 yrs
Subhana'Allah