Amagye galinze kuwabulwa kwa ssaabawolereza wa gav’t
HTML-код
- Опубликовано: 7 фев 2025
- Omukulembeze weggwanga Yoweri Museveni agamba nti kyakusaalirwa nnyo kkooti ensukkulumu okusalawo okuyimiriza eby’okuwozesa abantu babulijjo abasangibwa n’emmundu mu bumenyi bw’amateeka mu kkooti y’amagye.Mu kiwandiiko kyafulumizza olwaleero, Museveni agamba nti kkooti z’amagye ziyambye kinene okutaasa abantu babulijjo ku bantu abafuna n’okukozesa emmundu mu bumenyi bw’amateeka era awadde ekitundu kye Karamoja ng’ekyokulabirako, kkooti zino gye ziyambye okunyweza obutebenkevu mu kitundu. Olwaleero amagye nago gategeezezza nga bwegalina okuwabulwa kwa ssaabawolereza wa gavumenti okulaba ekiddako.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
M7 must gooooooo enough is enough
Muwe amateeka ekitibwa bisajja mwe Uganda ssi ya m7
Y is that the killers of omukulu wekika kyendiga were not taken to court martial?? but u target politicians 😮😮
Hmmm 🤔🤔 Kati kyagamba mbu byona bye babadde bakola okutulugunya opposition akyayagala bigende masso 😢😢😢
M7 si.muntu
UGANDA family business ya M7 😂
So attorney general is superior..... Linda naawe ojja kugendayo...
God bless Uganda
Museveni twakowa dda
Era dala gwe namboze 😂
Museveni❤ woye
Museveni understand that government he leads should respect it's arms
Museveni alinga amatako kwegamba koti byezikola sibitufu bo tebasobola kusalawo what ashame nrm failed gvment
GOD HAVE MARCY 😭💔💔😭😭😭 OFAKI NESI MUKWANO Saba katonda akuwe amagezi 😭😭😭💔😭
Yes hon Lukwago big up mkn
Akozzeki 🤔🤔🤔
Museveni twesonyiwe
If some rulings in the same precedent are wrong & others are right but where read by the same constitution & panel of judges, then why are they accepting some rulings & refusing others. Uganda leaders, it's high time to do the right thing
Hooo,... Lunabe M7😢
Bagenda obakubba emiigo ku Monday
Ako kamuzeyi kaffadi katuvile banange
Twagira abanyarwanda
Oba akasajja kakyafaki ne nsi banange kyoka kakadiye kawedeyo
Eee wetuulaaga baba,twakufugibwa mu mukambwe era omugezi ffuna passport ne viza odduke ekiibabu
Museveni otandise ssebo
kati m7 lwaki awa order ku Ssaabalamuzi. I thought parliament yeyina OKULONDA abantu abenkizo nga Ssaabalamuzi.😡.
lino ggwanga kika ki!!!😢
ug is no longer gwanga it's now gwanika mutually 😭
Shame on you museveni leave Ugandans to be
We are tired of m7 plz
anti kale
like afather like son 😮
Singa mwari mukora mungeri entuffu baribarese naye bemwakwata abattisa emundu ddara nga abatta Katanga Kanyanyamunyu nabarara bo nga tebawozesebwa mmaje wariwo ne Tabura eyatta Rwomwa eno uganda kati abantu bategera ssebo
Dictator Museveni must go!!!!!
Kati bobi young mwamusanga na mundu ki oba makyete
tuli mu buwambe
Naye ekisajja kino ki lukwago bye kyogela tebinywerera lwakii
We will know who is president of Uganda
Are you supporting what Museveni is doing??? If so, ssembatya muswale
@RonaldKizza why should supporting him ?? Second whom you want me to support??03rd who pays my bills ???
Awo kati kooti kiba kiraga nti yetengerede tetwalibwa majje
Zzingaronaldssebalamu
Lwaaki kati besigye tebamuleese mu court ya supreme kiyiite administrative court
@LWANGAGodfrey-fv3re genda obabuze
@@ZzingaRonaldSsebalamu mbade manyi ngyogera na muntu alinamu ensa ...kumbe ndi ..!!
@LWANGAGodfrey-fv3re sinakusaba kwogera nange kuba sikumanyi ate era silina kyenkwetaza kuba tolina kyonyongerako oba okungasa
Gwe wakozesa mundu ani yakukwata
Omanyi kerabira mangu
Kati lukwago yadamu
😂😂😂
The incumbent president head of the state is not the maker, interpreter of the law. He is duty bound to respect and honour the Supreme Court's ruling. It is now clear that the judges can't null unfair fradulent presidential elections. The independence of the judiciary arm of government is exposed that it is not respected by the head of state with humans in army uniform. Would you not be silly to continue subscribing to NRM?
M7 Uganda is not your property