Banange tujja kulwanirira Pallaso okuffa no butanyagwa Alien azze akola efujjo nga mwena musirise nga ne Police esirise Alien bwebalumba Nsambya hospital ne ganga ye bamukola ki????Balumya abantu bameka nga Nabasawo mwobatwalide??? Alien Skin yeyita ki??? Yagambye nti family ya Pallaso yankerebwe kat Family ye Nkerebwe yamutade wajja Pallaso had to stop that madness Big up Pallaso
Mama fina oba ebintu aboraba atya. Abantu be bakubye mu nkuuka tebava mu family Beyakuba ku dwaliro teabalina bakazi nabaana na babazala Abaana ba bantu mumisango emingi ba alien skin bebakubye, ne babawogola emba nebabba amasimu teabalina family Ekirungi no ye pallaso teyalumiza muntu noomu. Mama fina mumugambe nti anti alien alaga Ali violent ka bamusomese violence kyetegeza nalwaki abantu basalawo okweyisa obulungi Alien natawa nakitibwa Kabaka akulirira ba jjajja be nga ye mulwana nakuba abantu abaze mulubiri
Newunya mama Fina okwekaabya,Abasawo be Nsabya abakubwa kyokyakusanyusa,Okuluumb'ekifo Kya NUP,kyakusanyusa,Munkuuka NGA ne Kabaka waali,akaleenzi nekakol'effujjo kyakusanyusa,abantu ffena tukooye
Mbasekerede🤣Kiki Mama we tatuza Alien namubulirira jukira bwotya omwana okaaba gwe akaaba kyona ekyabadewo ayizulu banja lya mwenge rigwa na mwenge Pallaso is real Kibanda kagujje kabejja double sword
Ogw'omwana kundebukanya nga gwe wamwezalira. Kati maama fina tujeko akajanja kubanga ne Alien beyakubye mu lubiri mwabademu n'ab'embuto era Kati bali kubitanda
When you produce a child ,to avoid a child embarasing you in the future, make sure you groom your child well if not you will keep crying crockdile tears and have a paper smile😊😅, Muluwana patric has been brought well by that mother so those are her fruits to harvest from her son ,may be the fruit is bitter 😅😊 but mom endure its your seed
Gwe maama fina wewumuzeko watutama dda😮😮😮😮
Alien mukwano leero gwe wa tandise olutalo,Pallaso aku silikilidde okumala ebanga.Kati eyo sample
Ekikazi tekyewumuzako buli wamu wekiri
Maama fina wumuza emboona yomutwe nga bulijjo toyogera aba abantu
Maama fina atujeko olugezigezi singa enyumba bajokezabwokya
Maama fiina otandise okufera nga wekaabya obuziga obw'ekirogo alien azze ajoneesa abantu nga oli luddawa
Elikazi ekyooo 😮😮😮😮
Atte si mulogo??😂😂
Banange tujja kulwanirira Pallaso okuffa no butanyagwa
Alien azze akola efujjo nga mwena musirise nga ne Police esirise
Alien bwebalumba Nsambya hospital ne ganga ye bamukola ki????Balumya abantu bameka nga Nabasawo mwobatwalide???
Alien Skin yeyita ki??? Yagambye nti family ya Pallaso yankerebwe kat Family ye Nkerebwe yamutade wajja
Pallaso had to stop that madness
Big up Pallaso
Maama fina olimufu nnyo.toyinza kulumba maka gamuntu nga mulimu maama we
Mama finaa tulaa wansii wewumuzekoo alien bweyakubyee abantuu ngatemwogeraa please fee tujamukolakoo mulooo nangee nzinjaa esawaa yonaaa
Maama phina olinga namazi
Toyiinna magezzi.mazzi!!! Mama fina
Afuse ekitagasa 😮😮
Mama wa Alien abulilile ku mwana we bwaba yamulema.ogunjula kyekisera ensi emugunjule
Mama Fina Kati anywa enjaga
@@EmmaJavas😂😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
Nyoko mama fina tolinachotugamba team uncle p
Banange musale kumazima alien skin bakabiza amaziga sibantu maama fina ne maama alien skin mwalemwa omubulirira muja kaaba nagasingako awo
Am team pallaso 😮😮
Maama Fiina totuwoganila
Maama fina tukuyabe muki maama kuba olinga mazzi buzzi
Sivumanga ku maama fina lero njakumuvum gwe orowoza oyo omulenzi byakorabilungi
Oyo maama fiinamuffere
Mama finah Lubaale amuluma. Mumuleke akaabe.
Ha haha 😂😂😂
Mama fina oba ebintu aboraba atya.
Abantu be bakubye mu nkuuka tebava mu family
Beyakuba ku dwaliro teabalina bakazi nabaana na babazala
Abaana ba bantu mumisango emingi ba alien skin bebakubye, ne babawogola emba nebabba amasimu teabalina family
Ekirungi no ye pallaso teyalumiza muntu noomu.
Mama fina mumugambe nti anti alien alaga Ali violent ka bamusomese violence kyetegeza nalwaki abantu basalawo okweyisa obulungi
Alien natawa nakitibwa Kabaka akulirira ba jjajja be nga ye mulwana nakuba abantu abaze mulubiri
Maama fina maama wa allien mutwale ewuwo mukazi gwe lwaki tewewumuzako tujeko akajanja
Wait your time maama fina olowooza Museveni ye katonda
Webaale nnyo my junior. Bagambeko wamma
Mama Fina tebaswala bulijo basilise nga Alien skin akolla efujo
ANTI muntu wabwe
Maama fina tewamulaba nga akola efujjo munkuka lwaki tomugamba ko olyoke okabe amaziga olaba ne maama was alien tayakabye akimanyi yazala ekilelya
Mazima
Newunya mama Fina okwekaabya,Abasawo be Nsabya abakubwa kyokyakusanyusa,Okuluumb'ekifo Kya NUP,kyakusanyusa,Munkuuka NGA ne Kabaka waali,akaleenzi nekakol'effujjo kyakusanyusa,abantu ffena tukooye
Gwe ma'am Fina totwasamila komanyoko
Maama Fina alabika bulungi nga akaba.
Maama Fina olinga ekinyampo
Pallaso tayina musango.....akamenke kasaana kuffa ....ba doctor be kakuba so bantu ? Mutujekko obusilu😂😂😂...
Lwaki tebakaaba nga Alien Skin atulugunya abaana babantu bbo sibaana? Atte mutujeko akajanja muwagila ebyekisilu
Maama Fiina wewumuze, Alien alumiza bangi naye kakilozeko. Ye kambuze bwe yalumba Nup headquarters wavayo nomulabula oba wasilika busilisi??? Kati silikila dala
Oyo maama Fina atabulebikola abe balala bino abivemu tabitegela byamususe
Alien wakuba abantu nga temuvayo ye bakuba si bantu maama phina totutama wewumuze
Maama fina mukwano bino byabanene
Bonna bajja kuffa ....alien, mama , mukazi....pallaso paka last.mama finna genda onyenye obusaasi tujjeko obusilu no obukkade ...wewumuze
Nedda maana alien mukyamu yalimba ekitebemkya nup nga mwasilika nalumba abasawo nga temwanyenga ha ha pallaso dimukyamu ebyo alien byayagara
Bino mubijjemu nup Byona bya Nrm though am team p
Time paraso kabhakubhe❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Maama phina totuma, 😢😢😢
Yantama daaaaa
Maama fiina genda olye amazzi
Mam fine silikako ate wewumuzeko obadeki
Ogukazi ogwoooo😮😮😮
😮singa enyumba bajokeza ante alien lindako ekilidako bwotedako
Wabula Junior 😂😂😂😂😂
Gwe mama fina torina chotugamba gasia
Tonsesa akaba ?
Mwena kuluno full mbizi yabadinze amagezi teyekubide side
Team pallaso with your team
Bino byabanene sibyabasawo.
Maama fina weyitaki
Nkomayoko
Kulanama amulemye kati alipidde pllasso
Bulijjo basilise nga Alien skirt akola efujjo basilikire dala
Thanks mama fina
Oba takooo
Maama phina oli mutuufu nnyo palaso yalumbye maka goli,siwagira balwaana side zonna naye okulwaana tekulina makulu wadde bonna bantu bakulu
Gwe maama fina tolina magezi. When he came to nup offices why didn't you condemn it tumbavu
Mama kyogeleko Alien skin bwakola efujjo kubantu temwogela ,ate kati mwasama
Gwe kabya obuziga obwekyilogo mbu kati azukuse mutulo kati mama fina wants to say that she didn't know that spray boy attacked nup headquarters 😅
Amazima Gabe mazima ndi wa NUP naye tewali kyeyayonona,ABA NUP bebasoka ogenda ewuwe naye kwekubalumba nze ndi we makindye
Kugambye dowoza bakuba sibantu
Olabika nga ategera naye totegera amagezi amatono oyina manji nyo
Tulekeemu naawe
Reason and Focus..
NAYE JUNIOR 😂😂😂😂
Wagamba mayanja family tebasobya
Mama fina totegera
Omusika wa mayajja😂😂😂
Mama finah where were u when that guy attacked drs
Okitegera yekabya ebyekisilu
Maama fine mutufu
Mukyamu
Mama Fina bakuwe kukaakoola
Mama fina olinga nemana yemandwa bulijjo manyi olina amagezi kikazi gwe
🎉gwe mama fina
Kino ekikazi oba kyabaki
Maama fina twala eli ebitako nobusilu bwo bulijjo alien skin akuba abantu nga abade tavayo
Naye maama fina otegela bulungi
Yes mama Finah talk about it 👏
Nyoko amaaaazi
That's a national mother..we thank her for everything baambi
@luckymedy496 abadenga talaba alien byakola, Kate yekabya obuziga
Mbasekerede🤣Kiki Mama we tatuza Alien namubulirira jukira bwotya omwana okaaba gwe akaaba
kyona ekyabadewo ayizulu banja lya mwenge rigwa na mwenge
Pallaso is real Kibanda kagujje kabejja double sword
Mama finna olimuloogo
Ogw'omwana kundebukanya nga gwe wamwezalira. Kati maama fina tujeko akajanja kubanga ne Alien beyakubye mu lubiri mwabademu n'ab'embuto era Kati bali kubitanda
Cweno ka junior tewetaba mu mazina ga kyima sigwe owamabina tosobola na kuduka walisanye nosilika bino bya ba yimbi.
Oyo omukazi naye kitama, kilabe obulogo,. Kati yekabyaaki buli kiseera
Is it true, kati maama Fina oyagala kukabya Mukyala Prossy Mayanja. Joseph Mayanja mulwadde nnyo, ate baluba Pallaso ngali mukuyimba. Maama Fina ndala elyo ejjogo oliwagira????
Naye maama fina buli lwokula osiriwala mubulilire alien naye ajja kuffa
Gwe ki maama fina watutama ne nrm yammwe nga alien amanyiira aba nup toyogera, oyasamya agamwa
Gwe maama fina wagamba nti abaana ba family ya Mr mayanja nti ewuwo tebasobya nolwokyo silika.
Enze newunya abantu be Uganda bayina omutima omubiii bwona abanaku bari ku alien basama Kati notunurila junior
Alien Bweyakuba abasawo mwayogera ki
Kino ekikazi mugutwe
Gwe kimama fina okola nga ani?
Maama Fina obutasoma bwe bukutawanya. Alien Skin abade akola efujo nga osirirse kati oyasaama ki . Nze ekyo ekilogo kyantama kiba bubi bantu kyeteka mu buli kimu.
Kimimwa kyasama biki wano fulfiga bweyakivuma tekyagenda kuropa
Junior oli mutuufu no police
When you produce a child ,to avoid a child embarasing you in the future, make sure you groom your child well if not you will keep crying crockdile tears and have a paper smile😊😅, Muluwana patric has been brought well by that mother so those are her fruits to harvest from her son ,may be the fruit is bitter 😅😊 but mom endure its your seed
Maama fiina ate kati osiluwadde
Yaba di omugezi
Banange gumana fina gwekoza gulinga emese
Kinno ekikazi ssenga Acid yakisobola
Obwo obuziga obwekilogo nedda
Bino bya banene,naawe genda orwanye nabasamize bano,anti mpozi naawe ori kyinyenya mutwe😂😂
Naye mama fina bulijjo alien akola efujjo nga osilise Kati oyogeraki
Aba fangon nga webabera walinga ekilaalo kyente kusente zebafuna
Pallaso simukyamu oraba bakuba bantu mukuka ne barumba nup nabasawo mubatufu omuzanyo ogwo gwayagara
Abantu bavudde mubyalo kuja kunyumilwa ngamuda mukubakuba olwokuba temugambwako anti mukolera m7 mulina kutulugunya bantu kati gunyume
Temulina kyemutugamba mwe ba matako team alien
Kyemugamba maama wogwo omusambwa gu Alien oba nababade mu Fangone bebantu bano bebasanga mu bivulu ngate basasude nesente zabwe nemujja nemubakolako effujjo nti bbo tebaba bantu.
Maama fina nawe silikako totulekanila bino tobimanyi wabadeyo mu lubiri oba yabadeyo ku forest park omanyi abantu babakubye babye amasimu gabantu tugambe awagila allien byakola amanyi abantu abali kukitanda kulwa allien skin amanyi kyeyakoze lydia jazmine maama fina silikako tomanyi abantu bali kubitanda beyakubye nebyayabye olekana weyalumba nup tugambe gwe wamutuma olekana nyinj
Ekikazi kyesawo nyo
Yasamira muli mukazi mukulu kwebuza magezi bweyalumba nupu ngatewavayo ekikulu olowoleza kimpi
But this ka video of mama fina crying 😭 is old
Fina genda okube ensasi mu state house
Maama Fiina ofaaki nensi.lwaki tosirikako?abalala alien baakuba bbo tebalina famire????!okuliira mungalo zamuseveni tekitegeeza nti temulina kukozesa mitwe namwe