NTV TUWAYE_OMUSUMBA DAVID KIGANDA PT1:
HTML-код
- Опубликовано: 7 фев 2025
- David Kiganda ye mutandisi w'obuweereza bw'Abalokole obwa Christianity Focus Ministries. Ye musumba omukulu mu kkanisa eyitibwa Christianity Focus Center mu Kiganda Zone e Kisenyi mu Kampala.
Alabirira abaana abataliiko ayamba, alina pulogulamu zaakola ku ttivi ez'enjawulo ne radio ye eya Kingdom FM.
Yawandiika ekitabo ekiyitibwa Tough Times Tougher People mwasinziira okuyigiriza nti abantu abakakali bokka beebasobola okuwangula ensi.
Enjiri ye ekwata nnyo ku bantu abatawaana n'emirimu ku bibuga. Akozesa nnyo obujulizi obuva mu byayiseemu mu bulamu okuva lweyava ewaabwe e Masaka.