- Видео 190
- Просмотров 52 917
Tuula Tusome
Добавлен 25 ноя 2022
Olulimi oluganda kuntikko nze naawe ffe tulina okulukuza. Tusoma obutabo bwoluganda obwenjawulo tuyige ate nga tunyumirwa. Wangaala ayi Ssaabasajja Kabaka wa Buganda...
Olugero lwa Wanfuddu, Wango ne Wakayima
Wanfudde yawangula Wango mumpaka zemisinde
Okuva kwolwo bali kabwa nango #culture #buganda #classicnovel
Okuva kwolwo bali kabwa nango #culture #buganda #classicnovel
Просмотров: 76
Видео
Ebyetere bingoba mu kibanja - Episode 34 - Nketta mu Bizinga
Просмотров 70Месяц назад
#culture #buganda #classicnovel
OKWEFUULA BBEREEJE - Yiino ensibuko yenjogera eno
Просмотров 572 месяца назад
#buganda #culture #classicnovel
Nketta mu Bizinga - Episode 28
Просмотров 712 месяца назад
E K N Kawere ye muwandiisi wa katabo kano Nketta mu Bizinga
Ebifa ku kika Ky'enjovu
Просмотров 2202 месяца назад
Bazukkulu ba Mukalo e kambugu musembere muwulire bino #buganda #classicnovel #culture
Ebikwata ku kika KY'EMBOGO
Просмотров 1923 месяца назад
Bazukkulu ba kayiira mwanguweko wano muyige.. #buganda #classicnovel #culture
Nketta mubizinga Episode 27 (Empewozimu etutaasa)
Просмотров 523 месяца назад
#buganda #classicnovel #culture
Nketta mu Bizinga - Episode 26 (Nsalirwa ogwokufa)
Просмотров 513 месяца назад
#buganda #classicnovel #culture #africa #duet #history #luganda #georgeorwell #comic #novel
Ekika kye Nkima ebyafaayo nemirimu gyabwe
Просмотров 1715 месяцев назад
Ekika kye Nkima ebyafaayo nemirimu gyabwe
Ebyafaayo by'ekika kye Ffumbe n'amasiga
Просмотров 1655 месяцев назад
Ebyafaayo by'ekika kye Ffumbe n'amasiga
Ebyafaayo by'ekika ky'ennyonyi Ennyange..
Просмотров 1205 месяцев назад
Ebyafaayo by'ekika ky'ennyonyi Ennyange..
Bigup to all nkima clan members
Olulimi lwange nga luwoomuu. Ate omusomi ahaa ogabbudde
Baganda bange❤❤❤
🤝🤝🤝🤝🤝🤝
Wow my name is namutebi ❤❤❤❤
Tekisande wakiri oyinza okumubulira nga wayisewo akadde nga mwetegedde okusingawo
Nze muuwagira
Singa babi susan teyadayo
Singa babi susan teyadayo
Kawonawo yali musajja nkeretanyi
Kitalo banange ekya paulo😭😭😭
Wabula mukama katonda ahaaa
Woow that's my omuziro Mmamba Nalwoga as usual am proud of it thanks so much ku tusomesa ku muziro gwaffe❤❤❤❤❤
Walalai
My clan 🐒 ❤ Abe'Nkima gyemuli.
Mazimaaa my clan
Wewaawo wewaawo, Nze Engineer Buzibwa Julius Ssekimwanyi Neddira Nkima Akabbiro Kamukuukulu era nesiimye okubeera Jjajja wensi yange Buganda, wangaala era wokota wokota ayi Ssabataka, Ssabasajja, Ssebuufu bwango, Musota, Cuucu, Maaso Moogi, Empologoma ya Buganda, Omuteregga, Nnyanja Temanyiirwa, Nantalinnya Kukateebe, Amanda Agamenya Embazzi, Magulu Nnyondo, Lukoma Nantawetwa, Bukajumbe, Sseggwanga, Empalabwa, Ssabalongo, Bbaffe, Gguluddene, Landlord, Ssekkesa. Wendigwa woligwa ayi Kabaka wange.
Banange omusajja oyo yalaba enanka ne buzibu
Banange tweyanziza nyoo musomesa waffe❤
Ahaaaa😮😮 tweyanziza nyo omusomi waffe
Ohhhh
Tweyanziza nyo omusomi waffe
Ahaaa kino kikka ho😮
Tweyanziza nyo ssebo musomesa❤
Ohhh banange yaziimba mukkubo lya musambwa😢
Nze wanno wessiva ku ba maama bange❤❤
Bambi yandivudeyo ne wwi
Tweyanziza nyo musomesawaffe
Hahhaha baanage kate nfeee naye kanaswii kaalagawa banage😢 tebaba nga baali bekyagwe
Kirungi nyo sse
Mbu baali bakunguza kalelya 😂😂😂😂😂 ahaaa
Banaye wali wambulako kati ndantikewa nganyumilwa obutabo bwo luganda
Tweyungeko ku tiktok tubeerako okuva kusawa taano okutuuka kusawa mukaaga ezekiro Monday to Saturday
Nakito yandisirise
Ohhhh bambiii 😢😢😢 naye kasita asimattuse okufa bambi
Emagombe yasimbayo ekitooke ho😮 tweyanziza nyo sebo
Awonede watono 😮naye tanaluba
Maziima
Webale tuweleza ssebo
Yeeee ssebo ❤
Ohhhh leero luno banange😂😂 okufa nokuwona kwekuli wano nno🎉
Ohhh tweyanziza mbadde sikimanyi😂
Ndiwa mpologoma, but I love this song banange ❤❤❤
Mugerwa umalu
kabasa
Thanks 😊
Kyoka Kasobesa 😂😂😂
Ntusa okwebaza kwange eri abo bonna abaakola omulimo omulungi ogw'okuwandiika obutabo obw'amagezi era obuyigiriza. Abawumula mukama abagirire ekisa nabakyali abalamu omutonzi abawe ebirungi. Omusomi wa TUULA TUSOME webale kugunjula gwanga
Nze obutabo buno bunyumira nyo musomesa Namugumya Florence (Bexhill Kamutuuza) awangale kuba yanjigiriza okusoma oluganda
🎉🎉🎉
Kawonawo yali musajja mbalangu😂😂😂